Bya Damali Mukhaye.
Ministry ekola ku by’obuamu esabye abakulembeze ba kampala okukunga abantu bebatwala okugenda bwewandiise okufuna obutimba bw’ensiri mu kiwendo kino.
Bano okuvaayo nga ministry eno etegese okutandika okuwandika abantu wano mu kampala leero abanaafuma obutimba buno, n’oluvanyuma okugaba obutimba kutandike.
Twogedeko ne minister omubeezi akola ku by’obulamu Sarah Opendi n’agamba nti bagabye obutimba buno mu uganda…
Bya Samuel ssebuliba
Akulira banka enkulu eya uganda Prof. Tumusiime Mutebure ategeezeza nga kukona kwa uganda mu by'enfuna bwekivudde kubanna- uganda abazaala obutedizza
Bino mutebeire abyogeredde wano mu kampala mu lukungana olw'okukubaganya ebirwoozo ku by'enfuna bya uganda mu myaka 30 egyakayita.
Ono agamba nti okutandikira mu myaka gye 80s eby’enfuna bya uganda byakolebwamu enkyukakyuka ezitali zimu, era nebitandika…
Palamenti olwaleero esindise omubaka we Busiki Paul Akamba mu luwummula, okubaga etteeka erikwata ku ddembe lyabalwadde lyeyatuumye ‘Patient’s Rights and Responsibilities Bill erya 2018
Okusinziira ku Akamba, mu kiseera kino tewaliiwo tteeka erifuga nokutataira eddembe lyabalwadde.
Omumyuka womukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu Jacob Oulanya amuwadde olukusa, okugenda alibage adde nalyo lisomebwe.
Mu tteeka lino erinaaba mu bubage, obuvunayizbwa…
Bya Shamim Nateebwa
Poliisi ye Makindye mu Kizungu ekutte abaagalana abagambibwa okusindira omukwano mu mmotoka emisana ttuku, n’ebaggulako omusango gw’okweyisa ngebimpeneggu.
Mathias Nkonwa owemyaka 28 nga mutuuze w'e Ndejje Namasuba ne Dianah Naggawa owa 26, omutuuze w'e Luwafu bebakwatiddwa nebaggalirwa ku poliisi y'omu Kizungu.
Bano okukwatibwa kiddiridde abasirikale abaabadde balawuna ekitundu okwekengera mmotoka ekika kya Prado TX…
Bya Ndaye Moses
Gavumenti etadewo amateeka amakakali agagenda okugobererwa bona abategeka ensisira zebyobulamu mu gwanga.
Kino kidiridde amawulire okusasana nti waliwo abategeka ensisira nzebyobulamu wabula nebakozesa abantu abatali batendeke kimala, okukakana ngabalwadde bebakolako beyongedde kufuna bizibu.
Minister omubeezi oweby’obulamu Sarah Opendi agambye nti amateeka gawedde okubaga, agagenda okulungamya obujanjbai obwobwerere eri abantu.
Ategeezeza nti akakiiko akakola ku nsonga z’abasawo…
Bya Damalie Mukhaye
Abasomesa nabayambi baabwe mu matendekero ga gavumenti aga waggulu, basizza kimu okwediima ssinga ensimbi zaabwe ezennyongereza tezirabikire mu mbalirira ye gwanga.
Abamu ku bakulira abakozi bano bazlumbye ministry yebyenjigiriza nemizannyo nga bagala okunyonyolwa lwaki ensimbi zaabwe obuwumbi 196 teziri mu kiwandiiko ekikwata ku mbalirira yomwaka gwebuyensimbi ogujja.
Wabula bano basindikiddwa ku ministry yebyensimbi, bebayinza okubanyonyola…
Bya Ruth Anderah
Agavudde mu kooti, omuvubuka owemyaka 20 akaligiddwa nasindikibwa e Luzira, lwa kwegadanga na mwana owemyaka 15 eyalina obulemu ku bwongo.
Reagan Kibuuka yalabiseeko mu maaso gomulamuzi we ddaala erisooka ku City Hall Patrick Talisuna, kyoka namugaana okubaako kyayogera kubanga omusango gwe gwa nagomola ogulina okuwlirwa mu kooti enkulu.
Obujulizi obuleeteddwa bulaga nti ono omusango yaguzza…
Bya Damali Mukhaye.
Abakulembeze b'abakozi abatali basomesa mu matendekero ga gavumenti agaawagulu balumbye ekitebe kya minisitule ekola ku by’enjigiriza amakya ga leero , nga ekibalese nsonga za misaala.
Bano nga bakulembedwamu ssentebe waabwe Jackson Betiham, bagamba nti ekibaleese kumanya nsonga lwali enyongeza ku musaala gwabwe nakakano tenateekebwa mu mbalirira y’omwaka ogujja etali ya nkomeredde[Budget frame work…
Bya Ruth Anderah.
Agava mu kooti enkulu ebadde ewulira omusango gw’obutemu oguvunanibwa omuserikale Aron Baguma, Muhammad ssebuufu, n’abalala 8 , galaga nga omuwaabi wa government bwakyasanguzza nti eby’okuvunaana Baguma aby’esonyiye.
Ebalwawu ejjayo omusango guno yawandikibwa nga 21st december 2017 ,era nga eriko omukono gwa ssabawaabi wa government .
Alex OJok nga y'alese ebaluwa eno ,tawadde ensonga lwaki basazeewo…
Bya Damali Mukhaye.
E Makerere tutegeezedwa nga olukalala lw’abaana 13,000 bwerufulumye nga bano bebagenda okutikirwa ku matikira gano ag’omulundi ogwe 68th sabiiti egya
Twogedeko n’akola ku by’ensoma e Makerere Alfred Masikye, n’agamba nti abaana 407 bebayitidde mu daala erisooka - first class degree
Amatikira gano gakutandika nga 16th - 19th .
