Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Banna uganda muyige amateeka agakwata ku by’etaka.

Bya Rita Kemigisa. Banna- uganda basabiddwa okufaayo okusoma amateeka g’ebyetaka gonna okusobola okwegobako banakigwanyizi abakozesa olukujukujju okubba etaka lyabwe. Kuno okusaba kukoleddwa Emilian Kayaima  ayogerera Police ya uganda, nga  ono aliko n’akatabo keyawandiika nga alambika ebikwata ku bwananyizi kutaka. Kayima ono agamba nti banna-uganda bangi bagobedwa kutaka nebafuuka emomboze mungeri etali nambulukufu, wabula nga kino kyona kivudde kubutamanya…

Read More

Ensimbi za gavumenti ziggwera mubagwiira-Minister munyiivu.

Bya samuel ssebuliba.   Banna-Uganda basabiddwa okufuba okulaba nga balembeka ku nsimbi enyingi ezitekebwa mu by’okuzimba enguudo, kko nebirala buli mwaka. Bwabadde ayogerera mu lukungana olulwata ku by’enfuna  olwategekedwa NTV akawungezi akayise, Minister akola ku by’ensimbi Matia kasaijja  yagambye nti buli mwaka gw’abyansimbi ateeka  obutabalika nga 7 mu by’okukola enguudo, wabula kiruma okulaba nga zino zonna zigwera mu…

Read More

Abayiimba Wummula batereddwa ku kakalu

Bya Ruth Anderah Abayimbi babiri abavunaniddwa olunnaku olwe ggulo nebasindikibwa ku alimanda e Luzira olwokutatatana erinnya nekitiibwa kyomukulembeze we gwanga. Jonah Muwanguzi producer woluyimba WUMULA nomuyimbi David Mugema bayimbuddwa ku akkalu ka kooti mu maaso gomulamuzi we ddaala erisooka ku Buganda Road Gladys Kamasanyu. Bano balagiddwa okusasula akakdde 1 eza buliwo buli omu nababeyimiridde obukadde 10, ezitabadde zamu…

Read More

Gavumwenti eyanirizza okulondebwa kwa Balungi Bbosa

Bya Samuel Ssebulira Gavumenti eyozayozezza omulamuzi Solome Balungi Bossa olwokulondebwa ngomu ku balamuzi 6, abagenda okutuula mu kooti yensi yonna. Ono yalondeddwa mu kibuga New York, mu gwanga lya America. Minister owensonga ze bweru we gwanga Henry Okello Oryem, agamba nti kiraga nti Uganda erina wetuuse mu bye ssiga eddamuzi. Mungeri yeemu nekitongole ekiramuzi kisanyukidde okulondebwa kwomlamuzi yoomu. Ayogerera ekitongole…

Read More

Ekomo ku myaka lityoobola edembe ly’obuntu- President yaagambye.

Bya Ben Jumbe.   Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni ategeeza nga okuteeka ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga bwekikontana n’enyingo esooka eya ssemateea owa 1995  egamba nti obuyinza buli mumikono gy’abantu. Bino President Museveni yabyogedde kawungeezi kayise bweyabadde asisinkanyeemu akakiiko ka parliament akakola ku by’amateeka nga kano kakabede kagenze ku mwebuzaako ku kyalowooza ku ky’okujja ekomo ku myaka…

Read More

Uganda ekyalina edagala elya ARV erimala.

Bya Shamim Nateebwa.   Ministry ekola ku by’obulamu ewakanyizza ebibadde bigambibwa nti edagala eriwezeeza ku mukeenya lyawedewodda. Ekiwandiiko ekivudde ewa Dr Henry Mwebesa nga ono yakolanga atwala eby’obujanjabi mu ministry eno ,kiraze nga ministry bwerina edagala erimala okubuna uganda yonna. Wabula omukulu ono akirizza nti mu mwezi gwa September edala lino lyakerewamu okutuuka mu malwaliro ,wabula nga kino kyava…

Read More

Abanyaga ebisolo balumbye Masaka.

  E Masaka batuuze bali kubunkenke, nga kino kidiridde banyazi b’ebisolo okulumba ekitundu kino. Twogedeko n’ayogerera Police mu kitundu kino Lameck Kigozi  n’agamba nti ensangi ZI  abantu bangi badukira eri Police okwekubira enduulu  nga bagamba nti ebisolo byabwe okuli embuzi ente, kko nebirara bibibwa ensangi zino. Ono agamba nti okubba ebisolo okusinga kulabikidde mu  bitundu  nga  Bugomala mu…

Read More

E soroti egwanika ly’edwaliro liggaddwa-Firigi y’emirambo efudde.

Bya  George Emuron . E Soroti tutegeezedwa nga abakulira edwaliro ekulu bwebagadde  egwanika ly’edwaliro nga kino kidiridde firigi enyogoza emirambo okufa kakano emyezi ebiri emabega. Tutegeezedwa nti firigi eno yeetagisa ensimbi obukadde buna okugidabiriza era nga kakano egimu ku mirambo gibadde gitwalibwa mu district ye Lira ne Mbale okuginyogoza. Twogedeko n’akulira edwaliro lino Dr Francis Mulwanyi nagamba nti …

Read More

Egwanika lye Ggwanga likalidde-project zakuyimirira.

Bya Kyeyune moses.     Ministry ekola ku by’ensimbi eriko ekiwandiiko ekimambwe kyewerezza abadukanya ebibuga ku mutendera gwa town council kko ne n’amagombolola , nga kibalagira okuyimiriza mu project zaabwe  nga ensonga ya nsimbi ezitamala. Ebaluwa evudde ew’omuwandiisi wa ministry eno Keith Muhakanizi  eraze  nga government bwetalina nsimbi zakudukanya project nga zino, kale nga bagwana balinde okutuusa mu mwaka…

Read More

Eyasse Ssenga we bamugalidde

Bya Abubaker Kirunda Police mu distrct ye Iganga eriko omusajja owemyaka 26 gwegalidde, olwokutemula Ssenga we, gwabadde alumiriza okuloga nnyina namutta. Barnabus Musasizi omutuuze mu gombolola ye Nambale kigambibwa nti yakozesezza ejjambiya natta Ssenga we Jesica Kawala. Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi ategezeza nti omukwate yalumbye Ssenga we namautta kuziika. Mubi agamba nti basodde okufuna ejjambiya…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play