Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Aba NRM banukudde ku alipoota ya CCEDU

Bya Benjamin Jumbe NRM bagambye nti tebagenda kuterebuka olwa alipoota ezifuluma ezibamalamu amaanyi. Kino kidiridde alipoota efulumiziddwa aba CCEDU, eraze nti banna-Uganda 85% tebawagira byakujja kkomo ku myaka gyomukulembeze. Omukwanaganya wa CCEDU, Dr Livingstone Ssewanyana asabye palamenti okuwuliriza okusaba kwabantu mu nsonga zino wabula bwabadde ayogerako ne Dembe FM  oluvanyuma lwalipoota efulumiziddwa nampala wa gavumenti Ruth Nankabirwa ategezeza nti…

Read More

Poliisi ekutte abafumbo lwakutulugunya mwana

Bya Magembe Sabiiti Poliisi e Mubende ekutte  abafumbo, Yiga Peter ne mukyala we Babirye Eva abatuuze ku kyalo Kirungi lwakutulugunya mwana wabwe Muwonge Ssepiriano. Bano babadde omwana bamusiibya ku miggo n’okumwokya amazzi ku lubuto. Mayor wa Division Kasigazi Beatress ategezeezza nga bwebabakute  abafumbo  bano oluvanyuma lw’okutemezebwako abatuuze. Omukwate Yiga Peter mu kwewozaako ategezeezza nti talina busobozi bulabirira mwana wabula nakiteeka ku maama we nti yabaddenga amutulugunya.

Read More

Omusirikale asse omuntu

Bya Malikh Fahad Entisa ebuutukidde abatuuze be Lwemiyaga mu district ye Sembabule omupoliice bwavudde mu mbeera n’akuba amasasi mu bantu okukakana ngasse omuyizi n’okulumya taata we. Omupolice ono abadde agenze kuwerekere ba wanyondo ba kooti ababade bagoba abantu ku ttaka wakati mu kavuyo nabatuuze nakuba amasasi mu banga okukakana, Godfrey Talinyeba nalugulamu obulamu nokulumya kitaawe Bennon Tumuhirw…

Read More

Omulabirizi Kibuuka bamujjeeko emisango

Bya Ruth Anderah Omulamuzi we ddala erisooka ku kooti ya Buganda Road Charles Yeteise akiriziganyizza ne bbaluwa evudde ewa Ssabawaabi wa gavumenti Mike Chibita, okusuula emisango egyali gyavunanibwa omulabirizi owenzikriza yaba-Evangelical Orthodox, Bishop Jancito Kubuuka. Ebaluwa ejjayo omusango eyawandikidwa na 29th November eretedwa omu-police Mark Odongo nagikwanga omulamuzi wa kooti ya  Buganda Road, Charles Yeteise. Omulamuzi agambye nti…

Read More

Abavuganya gavumenti basse omukago

Bya Kyeyune Moses Abavuganya gavumenti balangiridde omukago olwaleero nekigendererwa, okunafuya nokulwanyisa ennongosereza eza ssemateeka ezokujja ekkomo ku myaka gyomukulembezewe gwanga. Ebbago lino lyayanjulwa omubaka ssekinoomu owa Igara West, Rapheal Magyezi nekigendererwa okujjawo ennyingo 102(b) eya ssemateeka, eyateeka ekkomo ku myaka omukulembeze we gwanga gyalina okuberamu. President Yoweri Museveni bweyawulira bino, okuva olwo abaddenga awagira ennongosereza zino, snga jjolyabalamu…

Read More

Uganda eweddemu ekirwadde kya Murburg

Bya Shamim Nateebwa Uganda erangiriddwa nti eweddemu ekirwadde kya Marburg. Kino kikakasiddwa Ministry yebyobulamu oluvanyuma lwe nnaku 42, nga tewaliiwo Muntu mulalal yafudde okuva nga 26th October ekirwadde kino lwekyakaksibwa. Mu lukungaana lwabanamwulire olutudde ku Media Center, minister omubeezi owebyobulamu Sarah Opendi ategezeza nti Marburg yatta abantu 3 mu district bbiri Kapchwora ne kween gyabadde yejirisiza. Opendi agambye nti…

Read More

Omuliro gukutte eterekero ly’ebintu e Ntinda.

Bya ben Jumbe       Nabbambula w’omuliro akedde kukwata ekifo omuterekebwa aby’amaguzi wali e Ntinda okukakana  nga ebintu by’abukadde bitokomose. Twogedeko ne Joseph Mugisa nga ono y’adumira police ezikiriza omuliro n’atugamba nti omuliro guno gukutte ekifo omuterekebwa engato z’abasubuzi aba-china kko ne toilet papers. Wabula ono agamba nti mubwangu dala basindise ebimotoka ebizikiriza omuliro 10 okutaasa embeere.

Read More

Abavunanwa mu musango gwa Kaweesi bagala balye butaala

Bya Ruth Anderah Abantu 12 abagambibwa okwetaba mu kutemula eyali omwogezi wa police Andrew Felix Kaweesi basabye kooti ye Nakawa ewulira omusango gwabwe okubagyako emisango egybaggulwako kubanga obujulizi bulabika bubuze. Bano babade balabiseeko mu maaso gomulamuzi Noah Sajjabi okumanya okunonyereza ku misango gyabwe wekutuuse, kyoka kibewunyisizza bwebaziddwa ku alimanda e Luzira oluvanyuma lwabawaabi ba gavumenti obutabaawo. Kati bano…

Read More

Kyambogo yakusazaamu obuyigirize bwabayizi

Bya Damalie Mukhaye Ettendekero lye Kyambogo lyakusazaamu obuyigirize bwabayizi 1,000 nomusobyo nga kigambibwa nti bano bajingirira, ebipalatti ebibakairizza okutuula ebigezo. Bwabadde ayogera ne banamwulire amyuka ssenkulu we Kyambogo Prof Elly Katugunka agambye nti abasing ku bayizi abakola ebigezo ebikyagenda mu maaso baali tebatekeddwa, olwobutatukiriza bisanyizo gamba ngebisale nebirala. Ategezeza nti University egenda kuvaayo nolukalala lwabayizi bano, abajingirira ziyite…

Read More

Ababaka balangiridde ennaku 7 eza-Tijikwatako

Bya Kyeyune Moses Ababaka ba palamenti ku ludda oluvuganya gavumenti, balayidde okulwana wakiri okufirawo, okuwakanya ebyokujja ekkomo ku myaka. Ababaka okuli obwa Butambala Muwanga Kivumbi, owa munispaali eye Rukungiri Roland Kaginda, owa Rubaga North Moses Kasibante nowa Kawempe North Abdul Lateef Ssebaggala nabalala basinzidde mu lukungaana lwabanawulire olutudde ku palamenti nebawera. Bano okuwera  bwebati kidiridde omukulembeze we gwanga…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play