Bya Ivan Ssenabulya
Omukulembeze we gwanga lya Burundi Pierre Nkurunziza atongozza kawefube owokusaba akulu akekikungo, obukulembeze we bwongerwyo okutuuka mu 2034
Kino kigendereddwamu okubaga ssemateka omugya agenderddwamu okumwongeza ebisanja bibiri ebye emyaka 7.
Wabula abavuganya gavumenti abali mu buwanganguse bagamba nti kuno kunaaba kuziika gwanga magombe.
Bagamba nti era kuno kunaaba kumenya ndagaano eya 2000 eyemirembe, eyabagibwa okukomya olutalo…
Bya Ruth Anderah
Ddaaki omuwabuzi womukulembeze we gwanga ku nsonga zebyobufuzi Yekoyada Nuwagaba ayimbuddwa ku kakalu ka kooti ka bukadde 20.
Yekoyada ayimbudddwa omulamuzi wa kooti ya Buganda Road James Ereemye Mawanda bwaleese abamweyimirira nga batukiridde.
Abamu ku bamweyimiridde kubaddeko Charles Balinda era omuwabuzi womukulembez ewe gwanga, Gashum Ahimbisibwe omukozi mu UNRA ne Muganda we, nga bano balagiddwa…
Bya Ndaye Moses
Akakiiko akataba enzikiriza ezenjawulo mu gwanga aka Inter Religious Council of Uganda kasabye palamenti ekyokuteesa ku kujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kitesebweko kyokka, awatli kukitabirkiriza nekyokwongeza ekisanja okuva ku myaka 5 okudda ku myaka 7.
Ssentebbe wakaiiko kano, Mufti wa Uganda Sheik Shaban Mubajje bwabadde asoma ebbaluwa eyasindikiddwa eri gavumenti agambye nti…
Bya Abubaker Kirunda
Poliisi mu distrct ye Luuka eriko nakampaate owmukazi owemyaka 25 gwegalidde, nga kigambibwa yekobaanye okutta bba, okumutwalako ensimbi.
Omukwate mutuuze we Bugabul-Bukendi mu ggombolola ye Bulongo e Luuka.
Poliisi gemaba nti ono yekobanye nabatemu okutematema aomusajja.
Bno babadde bayawukana gyebuvuddeko nomusajja Sam Bamutaze nga kigwambibwa nti omukazi abadde ayagala nsimbi zeyawulidde omusajja zeyafunye okuva mu kasooli.
Akulira…
Bya Moses Ndaye
Ababaka ku kakiiko ka palamenti akebyobusubuzi bakusisinkana omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni mu masekati gomwezi guno, ku nsonga ze bbago lya Sukaali erya Sugar Bill 2016.
Ssentebbe wakakiiko kano, omubaka wa munisipaali eye Fort Portal Alex Ruhunda ategezeza nti bakusisnkana presidenti Museveni nga 18th omwezi guno ngebimu ku biri ku mwanjo kwekuvaayo nenkola…
Bya Shamim Nateebwa
Gwebateberezza okubba esiimu bamusalidde mbooko amakumi 20.
Taliki Ssonko owemyaka 17, bamuwewenyudde kibooko nga bamulanga okwekobaana ne munne nebabba essimu.
Kitegerekesse nti Omuwala ategeerekeseeko erya Nankya owemyaka 14 yabbye essimu mu Kisenyi Zooni e Kawempe n’agitwalira Ssonko okugifunira akatale wabula wakati mu kunoonya omuguzi, baabakutte era Ssonko ne bamuwa ekibonerezo kya mbooko 20 nga baamukubisizza…
Bya Ruth Anderah
Kooti enkulu mu Kampala etaddewo olwenkya okuwuliriza okusaba okwatekeddwayo ebibiina ebivuganya gavumenti nga bagala kooti eyimirize palamenti obutagenda mu maaso okuteesa kubye nnongosereza mu ssemateeka.
Omumuyuka wowandiisi wa kooti Joy Kabagye yataddewo essaawa 8 olwenkya.
Olunnaku olwe ggulo ebibiina ebivuganya gavumenti 3 okwabadde Dr. Abed Bwanika owa PDP, Asuman Basalirwa owa JEEMA ne John Ken Lukyamuzi…
Bya Kyeyune Moses
Katemba alabikidde mu palamenti, abababka bwebatanudde okwerumiriza okwambala obubi.
Omubaka owamasekati ga Kampala Mohammad Nsereko alumbye omubaka wa munispaali eye Arua Ibrahim okweyambali atyo, mu kyenvu songa wa kitiibwa.
Wabula Speaker ategezeza nti enyambala ya Abriga eya Kawunda ekriizibwa, omubaka wa Makindye West Allan Sewanyana gyawamattuse mu ovulo.
Rebecca Kadaga alagidde Sewanyana agende wabweru nalagira nababaka…
Bya Malikih Fahad
Poliisi ye Kalisizo eriko taata Kaggwa ensonyi gwegalidde, bweyakidde muwala we gwazaala namutuuza ku kujjulo kya sitaani.
Omukwate wa myaka 38, nga mutuuze ku kyalo Nsambya mu ggombolola ye Kalisizo mu district ye Kyotera nga kigwambibwa yegadanze ne kawaala ke akemyaka 11.
Okusinziira ku Patrick Kabuye, ssentebbe we ggombolola ye Kinkumu, ono yakozesazza embeera okuba…
Bya Ruth Anderah
Abantu abeyita abatasoma baddukidde mu kooti nga banneya gavumenti okubaleka ebbali, mu kwebuuza ku balonzi okwali kugenda mu maaso kubye nnongosererza mu ssemateeka.
Bano bagamba gavumenti erabika yakikola kagenderer okubaleka ebali nga tewaliwo ntekateeka yonna okubasomesa nokubanyonyola ku nongosererza zino.
tekateeka zino.
Bano abatasoma bakulembeddwamu Jimmy Twase bga banneya ne gavumenti okuvvunula ssemateeka we gwanga okuva…
