Bya Benjamin Jumbe
Bannansi be gwanga lya South Sudan emitwalo 80, abanoonyi bobubudamu mu nkambi ye IMVEPI mu bitundu bya West Nile basabye abagabi bobuyambi, okubatusiza ku memere ennungi ko mu nnanku enkulu.
Bino babitegeezza aba Uganda Red cross bwebabadde baliko ebikozesebwa byebabatwalidde.
Bano okusinga aweebwa kawunga, ebijanjaalo, butto ne kawo.
Enkambi eno erimu emponzi emitwalo 17 abava mu…
Bya Abubaker Kirunda
Omwana omu afiridde mu muliro omulala nabuuka nebisago oluvanyuma lwa nabambula okukwata ennyumba mwebabadde mu district ye Bugiri.
Omugenzi ye Rose Piece muwala wa Kenneth Othieno omutuuze we Isegero mu ggombolola ye Nankoma mu district ye Bugiri.
Omwogezi wa poliisi mu Busoga East, James Mubi ategezeza nti omuliro guno gwavudde ku omu ku baana eyazanyidde…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi e Mukono ekutte omukuumi mu kitongole ekikuumi ekyobwananyini, ngabadde afuuse kkondo.
Innocent Okello omukumi mu kampuni ya Security Group
kigambibbwa aliko abantu beyanyaga ku mudumu gw’emmudu mu kifo ekisanyukirwamu ekya Bambusi Beach ku kyalo Namumira e Wantoni.
Kigambibwa nti obubbi buno bwaliwo mu kiro Kyolukubiri, nga yabba ensimbi emitwalo 26.
Omuddumizi wa poliisi e Mukono, Rogers…
Bya Ritah Kemigisa
Ssabapoliisi we gwanga Gen. Kale Kayihura alagidde okunonyereza kukolebwe mu kiongole kya poliisi ekyebyokulwanyisa.
Okusinziira ku kiragiro kino kiwereddwa eri abatwala ekitongole kino, Gen. Kayihura alagidde batandikire ku mmundu basitoola.
Mungeri yeemu alagidde nabazulibwa nga bakozesa ebyokulwanyisa obukyamu mu kitongole kino baggulweko emisango bavunanwe era babakwase empisa.
Kino kidiridde omusajja, Bryan White okukwatibwa bweyakubye omuntu amasasi…
Bya Sam Ssebuliba
Abakulu mu kibiina ekirwanirira eddembe lyabanamawulire ekya Human Rights Network for Journalists akawungezi akayise basisinkanye minister wensonga z’omunda mu gwanga Gen. Jeje Odongo ku nsonga zokuggala Redpepper.
Kinajukirwa nti RedPepper yagalwa nga 21st November nabagikulira nebaggulwako emisango.
Mu kwogera omukanaganya wemirimu mu HRNJ Robert Ssempala yategezeza minister nga okuggala kwa Red paper kukanze banamawulire bangi,…
Bya Damalie Mukhaye.
Banna-diini mu mukago ogwa Uganda joint Christian council balabudde parliament, obutemolera ku ssemateeka we gwanga kubanga, bangi kubana-Uganda tebakiwagira.
Okusinziira ku ssentebbe w’omukago guno era nga ye Ssabalabirizi we kanisa ya kitafe mu katonda Stanley Ntagali, kino kyandiretawo obunkenke n’okutabangula egwanga.
Ono agamba nti newankubadde ebbago lino lyandiyisibwa, naye abantu abasigadde obungi tebakiwagira, kale nga…
Bya shamim Nateebwa.
Edwaliiro lye Mengo lisambazze ebibadde byeyolekera mu mawuliire nti edwaliiro lyakozessa abasawo abatali atendeke okulongoosa abantu ekyaviraako bangi okufiirwa obulamu.
Dr. Rose Mutumba nga yatwala ekitongole ky’eddagala ku dwaliro e Mengo agamba nti emikutu gy’amawuliire egimu gizze gyifulumya amawullire g’okufa kwa’bantu bonna abalongosebwa ku dwaliro lino mu lusisiira lw’ebyobulamu olwaliyo mu mawezi ogwe kkumi,…
Bya samuel ssebuliba.
Police e Kanungu eriko omukyala gw’ekutte atemera mugy’obuklulu 20 lwakusula mwana namusawuka mu kabuyonjo.
Ono ategerekesse nga Scovia Arinitwe omutuuze kukyalo kye Nyabirehe nga omwana ono ow’obuwala abadde yakamuzala bwatyo n’amusula mu kabuyonjo ye somero lya Kashesha primary.
Omwogezi wa polisi mu bitundu bye Kigezi Elli Matte agamba basobodde okunyululalayo omwana ono nga bayambibwako…
Bya Ruth Anderah.
kooti ejjulirirwamu wano mu kampala ekakasizza okulondebwa kwa minister omubeezi w’ebyobulamu Sarah Opendi ng’omubaka omukyala owa district ye Tororo
Abalamuzi basatu abatuuka ku kooti eno basazizaamu ennamula ya kooti enkulu etuula mu district ye Mbale eyali yasazaamu obuwanguzi bwa Opendi ku bigambibwa nti waliwo ebingi ebirumira ebyetobeka mu kulonda.
Bano nga abakulembeddwamu amyuka ssabalamuzi Alfonse…
Bya Damalie Mukhaye
Banna-diini mu mukago ogwa Uganda joint Christian council balabudde palamenti, obutemolera ku ssemateeka we gwanga kubanag, bangi kubana-Uganda tebakiwagira.
Bino bijidde mu kadde nga palamenti eyokedde okuteesa ku nnongosererza mu ssemateeka we gwanga, okujja ekkomo ku myaka omukulembeze we gwanga gyanaberanagamu.
Okusinziira ku ssentebbe wekibiina kino, Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda His grace Stanley Ntagali,…
