Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omubaka Hailat Kaudha Bamuziika nkya

Bya Moses Kyeyune Abadde omubaka omukyala owa district ye Iganga Grace Hailat Kaudha kikakasiddwa agenda kuzikibwa olunnaku olwe nkya ku kyalo Magogo mu district ye Iganga. Omugenzi abadde musiraamu, ngaweza emyaka 29. Yafiridde mu ddwaliro oluvayuma lwokufuna obuzibu, ngabadde lubuto lwa myezi 5. Amawulire agasoose okufuluma aba family babadde basazeewo azikibwe olwaleero olwengeri nti abadde musiraamu, wabula amasu getufunye…

Read More

Abe Kyaggwe Betala-Kabaka Asubirwa

Bya Ivan Ssenabulya Abantu ba ssabasajja mu ssaza lye erye Kyaggwe betala okukira abanabaaga, nga batekatekera Omutanda ageneda okulabikako eri Obuganda mu ssazal ino olunnaku olwe nkya okugulawo emipiira gye’biika bya Buganda. Banna-Kyaggwe bazimbye ebyitirirwa okuva ku nsalo ya Kyaggwe ne Kyadondo e Namanve okulaba nga Ssabasajja atukiira mu kitiibwa, ekigwanira Omuteredda. Embuutu zakuvuga okuva e Namamnve okutuuka…

Read More

Kabaka Okuggulawo Empaka Ze’bika

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja asiimye okuggulawo empaka  z’ebika bya Baganda ez’omulundi guno e zigenda okuggulwawo ku Ssande nga 9/July /2017 nga Embogo ekyaza Engeye ku kisaawe ky'e Nakisunga - Mukono mu ssaza ly'e Kyaggwe. Minista webyemizanyo nokwewumuzamu mu gavumenti ya Ssabasajja Owekitibwa Henry Ssekabembe  ategezezza nti  obutafaananako na bulijjo ebika 43 byokka bye byewandiisizza kw'ebyo 50 nga…

Read More

Omubaka wa Palamenti Afudde Ng’azaala

Bya Ritah Kemigisa Omubaka omukyala owa district ye Iganga mu palamenti, munna NRM Grace Kaudha Hailat, afudde ngazaala. Kaudha abadde aweza emyaka 29 kigambibwa yaddusiddwa okuva mu ddwaliro lya Case Clinic mu Kampala okumutwala mu ddwaliro e Kawempe ettabi erya Mulago, ngafunye obuzubi mu kusindika omwana, gyatasimattusse. Kigambibwa ono olwatusese mu ddwaliro teyasanzeeyo musawo okumukolako. Ono abadde akiiko mu…

Read More

Obubaka bwa Ssabasajja eri Obuganda olwokufa kwa Ssebaana

Bya Shamim Nateebwa Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebbe 11, ayogedde ku musajjawe we, Owekitiibwa John Ssebaana Kizito. Mu bubaka Omutanda bwawerezza eri abenju yomugenzi nobuganda awamu, obusomeddwa Katikkiro Charles Peter Mayiga mu kusabira omyoyo gwomugenzi ku lutikko e Namirembe, beene asiimye emirimu gya Ssebaana omuli okuzzaawo n'okutumbula emipiira gy'ebika bya Buganda nokukolera Obwakabakabwe obuteebalira. Ye Katikkiro mu bigambi…

Read More

Etteeka ku Tuku-Tuku mu Kampala Lijja

Bya Ritah Kemigisa Lord Mayor wa Kampala Erias Lukwago, ategezezza nti bagenda kuvaayo ne tteeka erinarungamya ebyentambula eyemipiira 3 nga bu pikipki obwakazibwako erya Tuku Tuku. Bwabadde ayogerako naffe, Lukwago yakutunulira ebyentambula mu kibuga, engeri gyebirina okukwatibwamu. Mungeri yeemu Lukwago alabudde nti okulwanyisa Boda Boda okuzimala mu Kampala kyanndiba ekyobulabe naddala mu kaseera kano ngabasinga ku bagoba ba…

Read More

Ssabalamuzi Alonze Mugabo Ngo’mwogezi we Ssiga Eddamuzi

Bya Ruth Andera Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe alonze omumyuka womuwandiisi wa kooti, Vincent Emmy Mugabo ngomwogezi wekitongole ekiramuzi omugya. Kati oluvanyuma lwokulondebwa kwa Mugabo, wakutandikirawo emirimu songa era wakusigala ngakola emirimu gye emirala ngomuwandiisi mu kooti enkulu wano mu Kampala. Okusinziira ku mwuwandiisi omukulu, Paul Gadenya kino kigendererddwamu okudda wansi mu bantu okubatusaako amawulwire nebifa mu ssiga…

Read More

Omubaka Ssewungu ku Kya’pa mu Ngalo

Bya Gertrude Mutyaba Nampala wababaka ba palamenti abekibiina kya DP, omubaka Joseph Gonzaga Ssewungu ayambalidde bayise bannakigwanyizi abavumirira enteekateeka ya Kyapa mu ngalo egendereddwamu okukulakulanya abantu abali ku ttaka ly’obwakabaka bwa Buganda. Ssewungu asinzidde mu kisaawe e Bbulakati e Lukaya m u district ye Kalungu nategeeza nti abantu bangi battinganye olw’enkayana z’ettaka, kalenga enkola ya kyapa mu…

Read More

Minisita Alumirizza Abe’ttendekero lya Gavumenti Okubba Ettaka Lya’batuuze

Bya Ivan Ssenabulya Minister webye ttaka amayumba nekulakulana yebibuga, Betty Amongi alabudde abaddukanaye ttenedekro lya Soroti University ku kunyakulanga ettaka lyabatuuze abaryetolodde. Amongi ategezezza nto abali mu bukulembeze bwa University eno bandiba nga balina ebigendererwa byabwe, nga kyekibanawula okwagala okubba ettaka lyababtu nebasukka nensalo ezabalambikwa ettaka lya University eno eya gavumenti weriyita. Among abadde ayogerera ku mukolo ogwokuggulawo…

Read More

Abamagye Bokezza Omwalo

Bya Sam Ssebuliba E Kalangala waliwo ekibinja ky’abajasi b’amagye ga UPDF ekirwanyisa envuba embi, ekisaanyizaawo omwalo gwe Kagoonya mu gombolola Bufumira, nga kino kidiriidde abaatuze okukweka abakozesa envuba embi. Agavaayo galaga nti bano okuva mu mbeera baasaose kugoba motoka eyabade ejudde obwenjanja obuto eyabadde edda e Congo, kyoka bwebatuuuse ku mwalo okunoonya ababade babuvuba, abatuuze nebeefula kyesirikidde. Abatuuze…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play