MASAKA
Bya Gertrude Mutyaba
Aba FDC e Masaka, bawakanyizza ebyokujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, ebiwulirwa mu nnongosereza eza ssemateeka.
Bano basinzidde ku kabaga, kebagambye nti kabadde kasibula mukulembeze we gwanga, gwebagamba nti emyaka girabika giwuubye akatambaala.
Aba FDC nga bakulembeddemu omuwandiisi wa FDC mu Greater Masaka, Joseph Ssenzogga bakunganidde ku Lanove Hotel mu Soweto e Masaka, nga…
KAMPALA
Omukubiriza wolukiiko lwe gwanga olukulu, Rebecca Kadaga asabye abekitongole kya Kampala Capital City Authority ekitwala ekibuga, okubangawo enguudo ezenjawulo eza pikipiki nabobugaali nekigendererwa okukendeeza ku mujjuzo.
Omulanga gwa Kadaga kijidde mu kadde, oluvanyuma lwokutongoza aplipoota ekwata ku nkozesa yenguudo eya Road User’s Satisfaction Survey eyomwaka gwa 2016.
Alipoota eraze nti banna-Uganda 55% ssi basanyufu nakamu ku mbeera…
KAMAPALA
Bya Damalie Mukhaye
Abajaasi be gye lye gwanga erya UPDF 1,450 basimbuddwa omuddumizi we gye lye gwanga, Gen David Muhoozi ku ttenedekero lye Singo mu district ye Nakaseke okwolekera ekibuga Mogadishu mu gwanga lya Somalia, nate okukuuma emirembe.
Bwabadde asibla abakuuma ddembe bano, Gen Muhoozi okukuuma empisa yaabwe ate bamanye bulungi ne ddimu eribolekedde.
Abalagidde, okukola emirimu nobukugu, ate…
Bya Kyeyune Moses
Omubaka we ssaza lye Kabula mu lukiiko lwe gwanga olukulu, James Kakooza asabye omyukubiriza wa palamenti Rebecca Kadaga obutagezaako ddembe lyabantu kulinyirirwa, yaba awa abantu babulijjo ekyanya okwogera ku nnongosereza mu ssemataeeka we gwanga ezifuuse ensonga.
Bino webijdde nga speaker yakajja alabule ku byeyayise, okutebereza nokuwabya abantu ku ebizze…
Bya Sam Ssebuliba
Poliisi etegezezza nga bwetandise okunonyereza ku byonna ebyabaddewo, eyaliko captain wa tiimu ye gwanga Geoffrey Massa beyabadde akubibwa amasasi ne muganzi we olunnaku olwe ggulo.
Abasirikale ba poliisi, bakubye emmotoka ya Massa amasasi ku Nganzikiro yoluguudo e Nambole oluvanyuma lwokumutebereza okubeera omumenyi wamateeka, omukazi gweyabadde naye nalumizibwa.
Ono kigambibwa olwamwekengedde navulumula mmotoka mungeri etabadde ya…
Bya Sam Ssebuliba
Essomero lya Old Kampala SS ligaddwa okumala wiiki namba okutuusa embeera lwenadda mu nteeko.
Bino bitukiddwako mu nsisinkano yabakulu okuva mu ministry yebyenjigiriza nemizannyo nabekitongole ekya KCCA.
Atwala ebyenjigiriza mu KCCA Juliet Namuddu aagidde essomero lino liggalwe, okutuusa nga abayizi byebanja bimaze okukanyizibwako.
Abayizi bakadde okwegungunga bwebategedde nti omukulu we ssomero Azida Ntegana Nsubuga gwebagamba nti…
Bya Shamim Nateebwa
Abakulembeze ku mitendera gyonna, basabiddwa okukubiriza abantu baabwe okufaayo ku nsonga zebyobulamu.
Buno bubadde bubaka bwa Katikkiro, mu bigambo bye e Bulange Mengo bwabadde awaayo enkata eyobukadde110 eri eddwaliro lya Central public health e Butabiika, ezimu ku nsimbi ezasolozebwa mu misinde gyamazalibwa ga Kabaka okulwanyisa nnawokeera wa Nalubiri oba Sickle Cells.
Owembuga Mayiga ategezezza nti…
Bya Samuel Ssebuliba
Police ekyaremereddwa okunyulula emirambo gyabantu 3, mu mazzi, mmotoka mwebaali bweyagwa mu mugga Karuma wiiki ewedde.
Kimotoka kika kya loole namba UAW 356/C eyali yetisse muwogo okuva e Paidha ngedda mu district ye Hoima yagwa mu mugga nga kisubirwa abantu bano bafa .
Bwabadde ayogerera mu lukungaana lwabannamwulire ku Media Center mu Kampala, owmogezi wa…
Bya Dmalie Mukhaye
Ekibiina kya FDC kirabudde palaemnti onbutagzaako kutigatiga ssemateeka, okujjawo ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga.
Bwabadde ayogera eri bannamwulire mu lutuula lwa Bbalaza ku wofiisi zekibiina e Najjanakumbi, ssekamwa wa FDC Ibrahim Ssemujju Nganda lagudde nti walabika waliwo olukwe olwomunda okujjawo ekkomo ku myaka gyomuklembeze we gwanga.
Ategezezza nti kati ngekibiina btandise okwebuuza ku bakwatibwako…
Bya Damalie Mukhaye
Abekitongole kyamazzi ekya National Water batandise okumenya obuyumba mu kibangirizi kya Centenery park, okuwa ekyanya okuzimba engaznikiro yoluguudo oba Fly Over, ate nokutambuza amazzi mu kifo kino.
Kati obukuumi bwamanyi nga poliisi weeri,okukakasa nti buli kimu kitambula bulungi.
