Amawulire
Buganda esobola okwekolera ku bizibu byayo singa efuna Federo
Bya Prossy Kisakye, Obwakabaka bwa Buganda bukinoganyiza nti bwetegefu okwekolera kunsonga zabwo zonna ezirubirira okujja abantu ba kabaka mu bwanvu ssinga government ekkiriza nébuwa federal gye buyayanidde okumala ekiseera. Obwakabaka bugamba nti government etekeddwa okulabira ku mirimu egikoledwa obuganda omuli emwaanyi terimba, enteekateeka yókugaba omusaayi, […]
Omubaka Bagala yekubidde enduulu mu kkooti
Bya Ruth Anderah, Omubaka omukyala owa disitulikiti yé Mityana Joyce Bagala awadde ensonga 8 zayagala kkooti ejjulirwamu esinzire okusazaamu ensala yómulamuzi Emmanuel Baguma owa kkooti enkulu mweyamulagira okwamuka palamenti. Ngennaku zomwezi 21st oct 2021 omulamuzi Baguma atuula mu kkoti enkulu e Mubende yalagira Bagala okuva […]
Abasoma obwa Dokita batadde wansi ebikola lwa mbeera mwebakolera
Bya Prossy Kisakye, Abasawo abakyali mu kutendekebwa, wansi wekibiina mwebegattira ki Federation of Uganda Medical Interns (FUMI) basazeewo okussa wansi ebikola, okutuusa ng’ekiragiro ky’omukulembeze weggwanga kitereddwa mu nkola. Ng’ennaku z’omwezi 17 mu May wa 2021, bateeka wansi ebikola nga bbanaja gavumenti okulongoosa embeera mwebakolera nokwongeza […]
Abasomesa tebetegese okuweebwa ssente-Moriku
Bya Ritah Kemigisa Minisita owebyenjigiriza ebisokerwako Dr Joyce Moriku asabye ebibiina ebibiri, ebigatta abasomesa mu masomero gobwananyini okuteeka ebbali enjawukana zaabwe, nay bakolerere wamu okusobola okufuna ssente obuwmbi 20 ezabaweebwa omukuelmbeze wegwanga. Mu July womwaka guno, Pulezidenti Museveni yasubizza obuwumbi 20 eri abasomesa mu masomero […]
Abasoma obusawo bagenda kugezesebwa olwaleero
Bya Damalie Mukhaye Abasawo abazaliisa bayite ba Nurse oba midwives, abawera omutwalo 1 mu 6,400 abakyali mu kuetndekebwa olwaleero bagenda kutandika ebigezo byabwe ebikomekereza olusoma. Okusinziira ku kiwandiiko ekyavudde mu kitongole kyebigezo ekya Uganda Nurses and Midwives Examination Board, ebigezo bigenda kutandika olwaleero nga 8 […]
Okutimba enkalala z’abalozi kutandise olwaleero
Bya Benjamin Jumbe Olwaleero, akakiiko kebyokulonda kagenda kutandika okutimba enakalala zabalonzi mu disitulikiti 110, awagenda okubeera okulonda okwokudibwamu muzi gavumenti ezebitundu. Kino kyadiridde akakiiko okufundikira entekateeka yokutereeza enkalala era mubitundu ebyo, okwatandika nga 22 okutukira ddala nga 26 Okitobba. Okusinziira ku ssentebbe wakakiiko kebyokulonda, omulamuzi […]
Omulabirizi Ssebagala akuutidde abasumba ku byóbutujju
Bya Ivan Ssenabulya, Omulabirizi we Mukono James William Ssebaggala alabudde abasumba bonna mu Bulabirizi okwerinda ebikolwa eby’obutujju. Agambye nti batekeddwa okwongeramu amaanyi mu byokwerinda, okukebera abantu bonna abayingira mu makanisa atenga teberebidde nekirwadde kya ssenyiga omukambwe. Omulabirizi yasinzidde mu lukiiko lw’obulabirizzi olwa buli mwaka olugenda […]
Richard Rwabuhinga alondebwa okubeera pulezidenti wa ULGA omugya
BYA ALEX ASHABA Ssentebe wa disitulikiti yé Kabarole Richard Rwabuhinga alondebwa okubeera pulezidenti wekibiina omwegatira abakozi ba gavt ezebitundu ki Uganda Local Government Association (ULGA) mu kalulu akakubiddwa olunaku lweggulo Kabarole ku kitebe kya district. Rwabuhinga yawangudde ekifo kino oluvanyuma lwokufuna obululu 99 ate banne […]
Abasumba ba balokole bakwekubira enduulu eri palamenti kujjoogo lya UPRS
Bya Prossy Kisakye, Abasumba babalokole bakuwandikira palamenti ne kitongole ekivunanyizibwa ku kuwandiisa amakampuni nga bemulugunya kungeri ekibiina ekivunanyizibwa ku nnyimba za bayimbi gyekikolamu emirimu. Bano nga bakulembedwamu Bishop David Kiganda akulira ekibiina omwegatira abasumba ki National Pastors Platform bagamba nti aba UPRS tebalina lukusa kukaka […]
Yaffeesi ya pulezidenti yetaaga obuwumbi bwensimbi 3.2 okupangisiza abawi ba magezi eri M7 yafeesi
Bya Prossy Kisakye, Yafeesi yomukulembeze weggwnaga eyagala obuwumbi bwensimbi za Uganda 3.2 okusobola okupangisiza eyali amyuka omuk weggwanga Edward Ssekandi, abaliko ba ssabaminisita Ruhakana Rugunda ne Amama Mbabazi nga kwogase eyali minisita webyokwerinda Eli Tumwine abalondebwa omukulembeze weggwanga nga abawi bamagezibe. Okusaba kuno kwanjuddwa minisita […]