Amawulire

Express FC bajirangiridde ku buwanguzi

Express FC bajirangiridde ku buwanguzi

Ivan Ssenabulya

June 30th, 2021

No comments

Bya Lukeman Mutesasira Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwomupiira mu gwanga, Federation of Uganda Football Associations (FUFA) balangiridde tiimu ya Express FC ku bunwaguzi nga ba nantameggwa ba liigi mu sizoni eno eyo’mwaka 2020/21. Kino kyadiridde gavumenti okulangirira omuggalo gwa COVID-19, omwajidde ebiragiro ebyakosezza nebyemizannyo. FUFA esinzidde mu […]

Minisita akakasizza abantu obukuumi mu muggalo

Minisita akakasizza abantu obukuumi mu muggalo

Ivan Ssenabulya

June 30th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhakye Minisita webyokwerinda bye’gwanga Maj Gen Jim Muhwezi akakasizza bann-Uganda obukuumi obumala mu nnaku 42 ezomuggalo gwa ssenyiga omukambwe. Muhwezi ayogedde ku ssente obuwumbi 50 ezigenda okubaweebwa mu byokwerinda wansi wentekateeka yokulwanyisa COVID-19. Obukiiko bwebyokwerinda bugenda kutondebwawo nga bwakutulako aba poliisi, ba RDC, […]

Okuwandiika abanaweebwa ssente  kutandika olwaleero

Okuwandiika abanaweebwa ssente kutandika olwaleero

Ivan Ssenabulya

June 30th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyebibalo mu gwanga, Uganda National Bureau of Statistics olwaleero kigenda kutandika okuwandiika abantu abatekeddwa okuweebwa ku ssente okuva mu gavumenti, ezokwedabulula mu mu muggalo. Gavumenti yatadde ku bbali obuwumbi 54 n’obukadde 700 kulwentekateeka eno ngamaka emitwalo 50 gegagenda okuganyulwa mu bibuga […]

Kabineeti eyisizza ekyokuteeka obuuma bwa tulakingi mu bidduka

Kabineeti eyisizza ekyokuteeka obuuma bwa tulakingi mu bidduka

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

ByaRitaha Kemigisa Minisita webyokwerinda byegwanga omugya Maj Gen Jim Muhwezi alangiriddde nti banna-Uganda bakuteeka obuuma mu mmoyoka zaabwe oba intelligence digital tracking devices e pikipiki, wabula ku ssente zaabwe. Entekateeka eno gyogeredde ku Media Center mu Kampala eri bannamawulire nga kyayisiddwa mu lutuula lwaba minisita […]

Kiwanda yewaanye nga bweyazukusa ebyobulambuzi

Kiwanda yewaanye nga bweyazukusa ebyobulambuzi

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Abadde minisita webyobulambuzi Godfrey Kiwanda mu kwewaana agamba nti yakola kinene nnyo okuzukusa ebyobulambuzi. Kiwanda bino abyogeredde ku mukolo ogwokuwaayo wofiisi ogubadde mu Kampala, ngagambye nti ebyobukulembeze kubeera kuwereza ssi byabusubuzi waddenga abamu babitunuliira ngomukisa bangi mwebayita okunoga ensimbi. Ebimu ku byanokoddeyo […]

Palamenti entonzeewo obukiiko okulwanyisa COVID-19

Palamenti entonzeewo obukiiko okulwanyisa COVID-19

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Palamenti etonzeewo obukiiko obugenda okukola ku kulwnayisa ssenyiga omukambwe, nga bugenda kutulako ababaka nga basawo. Bano bagenda kuyambako gavumenti mu ntekateeka zokulwanyisa COVID-19. Akakiiko aka waggulu kagenda kukulemberwa omubaka we Bugweri Abdul Katuntu nga yagenda okukulemberamu banne okukikirira palamenti ku kakiiko ka […]

Gavumenti ekakasizza eddagala lya COVIDEX

Gavumenti ekakasizza eddagala lya COVIDEX

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyeddagala mu gwanga, National Drug Authority daaki bakaksizza eddala lya Covidex herbal medicine eri abantu okulikozesa mu bujanjabi bwa senyiga omukambwe. Eddagala lino libaddko enkalu nga bingi ebirogerwako nga gavumenti bwetanalikakasa wabula abalikozesezaako bakakasa nti likolera ddala. Bwabadde ayogera ne bananmwulire […]

Ssente zo’kulwanyisa COVID-19 obuwmbi 373 zijja wiiki ejja

Ssente zo’kulwanyisa COVID-19 obuwmbi 373 zijja wiiki ejja

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Minisita webyensimbi Matia Kasaija ategezezza nga gavumenti bwegenda okufulumya ssente wiiki ejja, obuwumbi 373 eri entekateeka zokulwnayisa ssenyiga omukambwe. Bwabadde ayogera ne bannamawulire ku Media Centre, Kasaija agambye nti ku ssnte zino obuwumbi 206 mu obukadde 400 zigenda kuweebwa minisitule yebyobulamu, obuwumbi […]

IMF ekirizza okuwola Uganda akawumbi $ 1

IMF ekirizza okuwola Uganda akawumbi $ 1

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Olukiiko olwawaggulu oluddukanya ekittavvu kya International Monetary Fund (IMF) bakakasizza okusaba kwa Uganda, wansi wentekateeka ya Extended Credit Facility okubawola akauwmbi ka $ 1 nga bwebwesedde bwa silingi za Uganda 3 n’ekitundu okuwagira gavumenti mu ntekateeka zokudabulula egwanga okuva mu kirwadde kya […]

Eyalidde enyama y’embaata eyafudde obutwa afudde

Eyalidde enyama y’embaata eyafudde obutwa afudde

Ivan Ssenabulya

June 29th, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu disitulikiti ye Bulambuli etandise okunonyereza kungeri namukadde gyeyafuddemu, kigambibwa oluvanyuma lwokulya embaata eyabadde wereddwa obutwa. Omugenzi ye Aisha Namakoye ngabadde wamyaka 81, mutuuze we Bunambutye mu gombolola yeemu e Bulambuli. Omwogezi wa poliisi mu kitundu kya Elgon Rogers Taitika agambye […]