Amawulire
Ababooda bagala bakkirizibwe okwelondamu abanafuna kunsimbi zómuggalo
Bya Ivan Ssenabulya Ssentebe w’abagoba ba boda boda mu Mukono Central Division Moses Musasizi alaze obwenyamivu eri wofiisi ya ssabaminisita kungeri gyebagenda okuwandikamu abantu ab’okuweebwa emitwalo 10 ezokubayambako mu muggalo. Musasizi agambye nti bandyagadde bewandiise kubanga bbo nga baBoda Boda beetegeera. Kino agambye nti kisoboka […]
Abé Sembabule tebakyalina ddagala ligema ekirwadde kya Covid
Bya Malik Fahad Disitulikiti yé Sembabule tekyalina ddagala ligema ekitrwadde kya covid-19 wakati ngomuwendo gwa bakwatibwa ekirwadde kino gweyongera. Okusinzira ku sentebe wa kakiiko ka disitulikiti akatekebwawo okulwanyisa ekirwadde kino Ramadhan Walugembe bafuna doozi ze ddagala 570 nga zezimu kuzakozesedwa okugema abantu doozi eyokubiri. Ono […]
Abakulembeze bé bitundu basanye okunyigibwa mu lutalo lwa Covid-19
Bya Prossy Kisakye Minisita wa gavumenti ezebitundu kuludda oluvuganya era nga ye mubaka omukyaala akikirira district ye Wakiso mulukiiko olukulu olwegwanga Betty Ethel Naluyima awanjagidde governemt okuvaayo bateeke ba ssentebe bamagombolola,town council ,divisions ne ba mayors wamu ne bassentebe bama district kumwanjo okusobola okulwanyisa ekirwadde […]
Eddwaliro lya Butenga health 1V teri bikozesebwa mu kujanjaba abalina Covid
Bya Gertrude Mutyaba Akulira eddwaliro lya Butenga Health Centre IV mu district ye Bukomansimbi Dr Ponsiano Mwebe, ategeezezza nga eddwaliro mu kiseera kino bwerifuna abalwadde ba Covid bangi kyokka nga ebikozesebwa bikyali bitono. Dr Mwebe agamba nti mu kiseera kino balina Oxygen cylinder 9 zokka […]
Emmundu ezakozesebwa okutta Kawesi zizuuse
Bya Juliet Nalwooga, Amyuka ssabapoliisi Paul Lokech, ategezeza nga emmundu ezakozesebwa mu kutemula eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Felix Kaweesi ne Maj. Mohammed Kiggundu zizuliddwa. Mu kwogerako ne bannamawulire mu kampala, Lokech agambye nti emmundu 2 ezekika kya SMG ne pisito byazuuliddwa ku apartment […]
Abaliko obulemu nábakadde bagala kufuna kunsimbi z’omuggalo
Bya Ivan Ssenabulya ne Prossy Kisakye, Ekibiina omwegatira abantu abaliko obulemu mu ggwanga ki National Union of Disabled Persons of Uganda (NUDIPU) kisabye gavumenti okuteeka abantu abaliko obulemu ku lukalala lwabo abagenda okufuna ku nsimbi za gavt ezobuyambi mu mbeera eyomuggalo. Bano okuvaayo nga entekateeka […]
Hajji afiridde ku myaka 96 naleka abaana 115
Bya Musasi Waffe Omusajja owabakozi nabaana abangi azikiddwa mu kasirise, olwebiragiro bya ssenyiga omukambwe COVID-19. Hajji Nuuru Ssemakula abadde amanyiddwa nga Nuuhu, azikiddwa mu maka ge ku kyalo Omurusa mu gombolola ye Rubaare mu disitulikiti ye Ntungamo. Omusajja ono enjasabiggu, yafiridde ku myaka 96, yazaala […]
Gavumenti ewabuddwa ku kukendeeza omujjuzo mu makomera
Bya Ndhaye Moses Ebitongole byobwanakyewa ebirwanirira eddembe lyobuntu bittukizza okubanja gavumenti, nti ekole entekateeka okumalawo omujjuzo mu makomera. Kino bagamba nti kisoboka okuyita mu kugaba ebibonerezo ebisamusaamu, nga bulungibwansi ri abakola emisango emitonotono. Ebibalo okuva mu kitongole kyamakomera, biraga nti mu Uganda mulimu abasibe emitwalo […]
Nabbanja asabye abantu basiime ssente gavumenti zegenda okubawa
Bya Ritah Kemigisa Ssabaminisita we’gwanga Robinah Nabbanja asabye banna- Uganda okusiima ekitono gvumenti kyegenda okubawa okubayambako mu muggalo. Entekateeka egenda mu maaso okuwa amaka gaba mufuna mpola, emitwalo 10 abaalinga bakola mmere ya leero. Kati bwabadde ayogerako naffe amakya ga leero, Nabbanja agambye nti gavumenti […]
MUASA bakungubagidde Prof Banadda
Bya Damalie Mukhaye Abakulu ku ttendekero lye Makerere bakungubagidde Prof Noble Ephraim Banadda eyafudde ekirwadde kya ssenyiga omukambwe. Prof Banadda yabadde akulira ettabi lyebyobulimi oba Agriculture and Biosystems Engineering ku ttendekero. Ssentebbe wa Makerere University Academic Staff Association, ekibiina ekigatta abasomesa Deus Kamunyu omugenzi amogeddeko […]