Amawulire

UBOS egamba terina bibalo kuba mufunampola

UBOS egamba terina bibalo kuba mufunampola

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2021

No comments

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyebibalo mu gwanga, Uganda National Bureau of Statics (UBOS) kivuddeyo nekitegeeza nga bwebatalin biblo ebikwata ku bawejjere, neba mufuna mpola. Ekitongole kya UBOS kyabadde kitereddwa mu ntekateeka yokukunganya ebibalo nokuwandiika abantu abagenda okuweebwa emitwalo 100, ezokuyambako abali obubi mu muggalo. Wabula […]

Ssabapoliisi Ochola akoze enkyukakyuka

Ssabapoliisi Ochola akoze enkyukakyuka

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Ssabapoliisi we’gwanga Martins Okoth Ochola koze enkyukakyuka mu poliisi. Mu nkyukakyuka zino, abadde omuddumizi wa poliisi mu Kampala nemirirwano Moses Kafeero bamukyusizza nebamusikiza Stephen Tanui. Kati Kafeero bamututte okukulembera ettendekero lya poliisi erya Senior Staff College e Bwebajja mu Wakiso. Anne Tusiime […]

abagambibwa okugezako okutta Gen Katumba 4 bakwatibwa

abagambibwa okugezako okutta Gen Katumba 4 bakwatibwa

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Juliet Nalwooga Abébyokwerinda baliko abantu 4 bebagombyemu obwala ku bigambibwa nti benyigira mu kwagala okutemula munnamaggye General Katumba Wamala, akavuvungano omwafiira muwalawe Brenda Nanyonjo ne derevawe Haruna Kayondo. Major General Paul Lokech amyuka ssabapoliisi ategezeeza bannamawulire nti bano okukwatibwa kidiridde okufuna amawulire agavirideko okukwatibwa kwa […]

Abasuubuzi ba KACITA balajanidde URA

Abasuubuzi ba KACITA balajanidde URA

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Abasuubuzi abegatira mu kibiina omwegatira abasuubuzi bomu kampala ekya Kampala City Traders Association,KACITA, bawanjagidde ekitongole ekiwooza ekya URA nga Bagala kyongezeyo obudde bwebalina okwangizako ebikwata kunyingiza yabwe mu mwaka gwe byensimbi gwetukomekereza. URA yali yateekawo ennaku zomwezi 30th June nga nsalesale okufunirako […]

Abavuganya bagala palamenti evve mu luwumula mbagirawo

Abavuganya bagala palamenti evve mu luwumula mbagirawo

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Prossy Kisakye, Abamu ku baminisita mu gavumenti eyékisikirize basabye palamenti eyitibwe bunambiro okuva mu luwumula basobole okuwa endowooza zabwe kungeri gavt gyerina okukwatamu ensonga ze kirwadde kya covid-19. Kino kidiridde olukiiko lwa baminisita okuyisa emitwalo 10 eri buli maka mu bibuga ne municipaali agakosedwa […]

Ab’obuyinza beddizza okuziika abafudde COVID-19

Ab’obuyinza beddizza okuziika abafudde COVID-19

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Barbra Nalweyiso Ab’obuyinza mu disitulikiti ye Mityana, balangiridde nti beddizza obuyinza okuziika abantu bonna abafudde ssenyiga omukambwe COVID-19. Kino bagamba nti kivudde mu mwendo gwabantu abafa ogweyongedde, atenga waliwo nokuboola abafu. Ku lunnaku lwa Sunday, waliwo aba famile abasuula omulwambo gwomukadde Eriyazaali Kalule ku […]

Abakugu banyonyodde lwaki agemeddwa COVID-19 alwala

Abakugu banyonyodde lwaki agemeddwa COVID-19 alwala

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses Abakugu mu byobulamu banyonyodde lwaki abamu ku bantu wewaawo abagemeddwa ssenyiga omukambwe era bakwatibwa akakwuka ka Corona virus. Okusinziira ku Dr Daniel Tumwine, akulira eddwaliro lyabaana erya Children’s Clinic Naalya eranga mukugu mu byokugema, kitwala emyezi 3 emibiri egimu okutukamu eddagala lyonna […]

Abalwadde ba Ssukaali nab’embuto balabuddwa ku COVIDEX

Abalwadde ba Ssukaali nab’embuto balabuddwa ku COVIDEX

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Ndhaye Moses Pharmaceutical Society of Uganda balabudde abantu abalina ekirwadde kya ssukaali nabakyala abembuto, ku kumala gakozesa eddagala lya COVIDEX eryaaksiddwa ekitongole kyeddagala ekya National Drug Authority okukozesebwa mu bujanjabi bwa ssenyiga omukambwe. Dr Pamela Achii, pulezidenti owa Society agambye nti waddenga mu ddagala […]

Abalinaanye ekkumiro ly’ebisolo bawakanyizza okusima amafuta

Abalinaanye ekkumiro ly’ebisolo bawakanyizza okusima amafuta

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Benjamin Jumbe Ekitongole kya UNESCO ne bannamikago abalala, basabiddwa nti bogerezeganye ne gavumenti ya Uganda ne kampuni zamafuta obutayikuula ekifo kyekkumiro lyebisolo ekya Queen Elizabeth National Park neku Nyanja Edward. Omulanga guno gukubiddwa aba Coalition of Women and Youth clean energy mu kitundu kye […]

Omwaka gwebyensimbi omugya gutandise

Omwaka gwebyensimbi omugya gutandise

Ivan Ssenabulya

July 1st, 2021

No comments

Bya Ritah Kemigisa Olwaleero ennaku zomwezi 1 July, kati Uganda etandise omwaka gwebyensimbi omugya 2021/22 nga muno gavumenti erubiridde okukola okuzza ebyensfuna engulu ebyalu byasanyalala olwa ssenyiga omukambwe. Ebyenfuna byegwanga biri ku 4.3% wabula gavumenti egamba nti erubiridde okubisitula okudda ku bitundu wakati 6 ne […]