Bya Ritah Kemigisa
Ssabalabirizi we’kanisa ya Uganda Dr. Samuel K. Mugalu alonze Rt. Rev. Patrick Tugume okujira ngakulembera diocese ya North Kigezi.
Ssabalabirizi Kaziimba alangiridde enkyukakyuka zino mu kuziika abadde Omulabirizi wekitundu kino Rt. Rev. Benon Magezi ku Emmanuel Cathedral, mu disitulikiti ye Rukungiri.
Omulabirizi Magezi yafudde nga 15 June mu ddwaliro ekkulu e Mulago ekirwadde kya ssenyiga…
Bya Barbra Nalweyiso
Poliisi e Mityana bakoze ebikwekweto ku masabo mu tawuni kanso ye Busunju agabade gakyakungaanya abantu nokujemera ebiragiro byomukulembeze we’gwanga.
Abasangidwa ku ssabo eddene erimanyidwa nga “Kawala Namirembe” ku kyalo Kirima mu divizoni ye Tamu abasoba mu 100 bagambye nti nabo tebayagala kubeera mu kifo ekyo naye baafuna obubaka okuva mu misambwa nga babalagira okujja…
Bya Ivan Ssenabulya
Okwetuga kyekikyakulembedde, ekiviriko abantu okufa mu nsi yonna, okusinga ne’birwadde nga mukenenya, omusujja gwensiri, kokolo wamabeere, entalo, obutemu nebirala.
Bino byajidde mu alipoota abekitongole kyebyobulamu gyebafulumizza oluvanyuma lwokunonyereza, aba World Health Organization kwebakola.
Alipoota eraga nti abantu emitwalo 70 bebetuga, nga okutemateeka ku buli bantu 100 abafudde omu abeera yetuze nomulanga eri amawanga okulwanyisa ekizbu…
Bya Musasi Waffe
Omukulembeze we’gwanga lya Zambia, eyasooka Kenneth Kaunda, mukama yamujuludde okuva mu bulamu bwensi.
Ono yoomu ku bakulembeze bamawanga ga Africa abalwanyisa abazungu nokufuna obwetwaze abadde akyasigaddewo, nga yafiridde ku myaka 97.
Kaunda abadde ajanjabibwa ku ddwaliro lyamagye mu kibuga ekikulu Lusaka, okuva ku Bbalaza wabula yafudde kirwadde pneumonia ssi COVID-19 nga bwebibadde byogerwa.
Kaunda, mu myaka…
Bya Ndhaye Moses
Abaddukanya zzi business entonotono basabye gavumenti obutazaayo gwanga mu muggalo guli omukambwe, ngogwaliwo omwaka oguwedde.
Bano bagamba nti waddenga emiwendo gyabalwadde ba ssenyiga omukambwe gyongedde okulinnya, kinaaba kibi nnyo eri ebyenfuna okusiba abantu bonna obutakola.
Wetwogerera ngomukulembeze we’gwanga yaggala entambula eyolukale okuva mu disitulikiti emu okudda mu ndala.
Wabula ssnekulu wa Federation of small and medium…
Bya Musasai Waffe
Minisita webyobulamu Dr Jane Ruth Aceng ategezezza nga bannUganda 8000 bwebasobodde okumalalyo doozi zaabwe, ezokugemebwa kwa COVID-19.
Bwabade ayogerako naba NTV ku on the Spot akawungeezi ke’ggulo, Dr Aceng agambye nti eddagala eddala doozi emitwalo 17 nekitundu lyebafunye ligenda kubasobozesa okugema abantu bonna ababadde batanafuna doozi eyokubiri.
Bunpo agambye nti munaaba bunwaguzi obutukiddwako mu kugema…
Bya Ivan Ssenabulya
Omukulembeze we’gwanga Yoweri K. Museveni agenda kwogera eri egwanga olwaleero ku mbeera yekirwadde kya ssenyiga omukambwe mu gwanga.
Okusinziira ku muwandiisi womukulembeze we’gwanga kubyamwulire Linda Nabusayi, okwogera kwe kuno kugenda kutandika ku ssaawa 2 ezekiro era kwakulagibwa butereevu kuzi TV ne radio.
Mu bisubirwa, aganeda kwongera okulaga abirina okukolebwa okwekuuma nokutangira okusasaana kwa ssenyiga omukambwe.
Wabula…
Bya Ivan Ssenabulya
Omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Kayunga Elijah Madoi akalambidde nti abantu amakumi 20 bokka bebangenda okukriza okwetaba mu kuziika abadde ssentebbe wa disitulikiti.
Muhamad Feffekka Sserubogo yasangiddwa olunnaku lweggulo ngalenegejjera ku muti, emanju wenyumba ye wabula agenda kugalamizibwa m nnyumba ye eyoluberera eggulo lino.
Kati abantu banagi basubirwa okwetaba mu kuziika kuno okuli aba…
Bya Musasi Waffe
Olukiiko oluvunanyizibwa ku kulwanyisa ssenyiga omukambwe mu disitulikiti ye Kasese bategezezza nga bwebatndise okunonyereza ku katema eyabadde ku katemba mu kuziika agambibwa okubeera omulwadde wa ssenyiga omukambwe.
Kino kikakasiddwa amyuka omubaka wa gavumenti e Kasese Joshua Masereka bwabadde akyalidde amaka gomugenzi ku kyalo Bwera nabebyokwerinda.
Akatambi kagenze ng kasasana, nga kalaga abanatu abakungaanye mu bungi…
Bya Ivan Ssenabulya
Akakiiko ka palamenti akasunsula abalondeddwa omukulembeze we’gwanga, bagaanye okulondebwa kwa Alice Kaboyo, nga minisita wensonga za’Kanyigo ke Luweero oba Luwero Triangle-Rwenzori Region wansi wa wofiisi ya Ssabaminisita we’gwanga.
Kaboyo alabiseeko mu kakiiko, akakakubirizibwa omumyuka wa sipiika Anita Among, wabula bamugobye bwalemereddwa okumatiza ababaka ku kakaiiko kano ku busobozi bwe okuwereza mu kifo ekyo.
Amawulire agomunda…