Bya Musasi waffe
Eyali omuyekera wa Lord’s Resistance Army (LRA) commander Dominic Ongwen ajulidde ngawakanya ekibonerezo ekyamuweebwa kooti yensi yonna, the International Criminal Court (ICC).
Kinajjukirwa nga 4 February, Ongwen yasingisbwa emisango 61 egya kalintalo okuli obutemu, okusobya ku bakazi okukak abakazi mu bufumbo nemiralala gyeyazza mu mambuka ga Uganda wakati wa 2003 ne 2004.
Kooti eno oluvanyuma…
Bya Barbra Nalweyiso
Wabaddewo akasattiro ku dwaliro lya gavumenti erya Kassanda Health Centre IV, Omukyala bweyakutuse n'afiira mu lugya lw'edwaliiro lino.
Ono yabadde aletedwa okufuna obujjanjabi ku dwaliro lino oluvanyuma lw'okulwala.
Wabula ono abadde yakatusibwa mu lugya lw'edwaliiro n'akutuka ekiretedde abasigadde okutya, nga baebereza nti abadde mulwadde wa COVID-19.
Omubaka wa gavumenti mu disitulikiti ye Kassanda Phoeb Namulindwa akakasiza bino.
Bya Barbra Nalweyiso
Disitulikiti ye Mityana ekakasizza nga mu nnaku 4 bwewaliwo abantu 2, abafudde COVID-19, nga kuno kuliko neyaliko omusawo wa gavument.
Bino bikakasiddwa amyuka omubaka wa gavumenti e Mityana Ndidde Yassin ngno asinzidde mu lukiiko olwabalwanyisa ssenyga omkambwe nalabula abantu nti kyekiseera abantu okwongera okwekebezza nokwongereza.
Mungeri yeemu RDC agambye nti e Mityana waliwo abasawo abekinaasi…
Bya Ivan Ssenabulya
Okubunyisa eddagala emmpya erigema ssenyiga omukambwe eryatuuse, kugenda kutandika olwaleero.
Ekitongole kyaetterekro lyeddagala ekya National Medical stores akawungeezi akayise bafunye eddagala doozi emitwalo 17 mu 5,200erya Atrazenac wansi we’ntekateeka ya Covax facility.
Ssenkulu wa NMS Moses Kamabale akakasizza nti blindirirdde minita webyobulamu okufuna eddagala lino mu butongole, batandike ogwabwe okulibunyisa mu bintundu ebyenjawulo.
Okugema kubadde kwayimirira…
Bya Damalie Mukhaye
Abakugu mu byobulamu balabudde bann-Uganda ku kumala gekamirir ebidagala ebitabule mu muddo, nga bagamba nti balwanyisa ssenyiga omukambwe.
Okulabula kuno nate kukoleddwa Dr. David Nahamya, omuwandiisi wekitongole ekivunayizbwa ku ddagala mu gwanga ekya National Drug Authority.
Agambye nti abantu bangi abetanidde ebidagala nga bawanuuza ku muddo ogwenjawulo nga bweguweweeza nokgoba COVID-19, wabulanga kikyamu naddala abantu…
Bya Musasai waffe
Ebbula lya Oxygen mu malwlairo mu gwanga, lyongodde okukoza obujanjabi ku kirwadde kya ssenyiga omukambwe.
Kitegezededdwa nti abalwadde ba ssenyiga omukambwe 30 bebafudde mu ddwaliro ekkulu e Mulago mu kiro kyolunnaku Lwokubiri olw’ebbula lya Oxygyen.
Kino kyavudde ku byuma okufa ebibabadde bitambuzza omukka guno, okugubunyisa mu ddwaliro.
Bwabadde ayogerako naffe, omu ku bakulu ku ddwaliro atayagadde…
Bya Abubaker Kirunda
Katemba yeyolekedde ku kyalo Buseki mu gombolola ye Buyengo e Jinja abaana 8 bwebekunze nebakuba kitaabwe olwokuwasa omukazi omulala.
Abaana bano bavudde mu mbeera nebagoba Patrick Mangwa okuva mu nnyumba mwabadde yawasirizza omukazi omulala.
Ssentebbe we’kyalo kino Yeko Bamuwe agambye nti bamuloperako ensonga zino, ngabaan babanja babawe ekyapa kyettaka ennyumba wetudde.
Wabula ssentebbe anyenyezza nnyo abaana olwokweyisa mungeri…
Bya Benjamin Jumbe
Omulabirizi wa North Kigezi Rt. Rev. Benon Magezi, afudde.
Ono okufa kwe kulangiriddwa Ssabalabirizi we’kanisa ya Uganda Dr. Stephen Samuel Kazimba ngagambye nti yafudde oluvanyuma lwekimbe ekyamanagu ekyamugwiridde.
Bishop Magezi yali yatuzibwa nga 8 January 2017 ku Emmanuel Cathedral, Kinyasano mu disitulikiti ye Rukungiri era gyebuvuddeko abadde yakatongoza entekateka yokusonda ssente okugaziya lutikko.
Omulabirizi alaese abaana…
Bya Benjamin Jumbe
Abanoonyi bobobudamu, okuva ku mulirwano mu gwanga lya Democratic Republic ya Congo bongedde okusala ga bayingira Uganda.
Bano kigambibwa nti betegula okulwanagana okuli mu gwanga lyabwe, era abasing batukira mu disitulikiti ye Bundibugyo nga bayita mu buwunjuwunju.
Okusinziira ku mwogezi wabaddukirize aba Uganda Redcross Irene Nakasiita aba-Congo 40 bayise Bubukwang era abali mu 100 betabye nabanatu…
Bya Ivan Ssenabulya
Ssentebbe wa disitulikiti ye Kayunga asangiddwa nga mufu.
Feffekka Sserubogo ngabadde yakalondebwa, asangibwa ngalengejjera ku muti okumpi nenyumba ye Kayunga.
Okusinziir ku musasi wa Spark TV mu kitundu kino, Mukisa Denis, abomunyumba bebamulabye bwebabadde bakedde okugenda mu nnimiro okukoola ennansi.
Mukisa agambye nti mukyala we, abategezeza nga bweyakomyewo awaka akwungeezi keggulo nga teyewulira bulungi era namira…