Bya Ruth Anderah,
Ssabawaabi wa gavumenti Jane Frances Abodo alagidde erisajja lisseduvutto eryakakana ku mukyala ne limusobyako litandike okuwerenemba nomusango gwobuliisa maanyi mu kkooti enkulu.
Hussein Musanje nga mutuuze we Kasawo mu disitukiti yé Mukono leero aleeteddwa mu maaso gomulamuzi mu kkooti e Patience Kabarunga
Oludda oluwaabi lugamba nti 24th July 2020 omuwawabirwa bweyali ku kyalo Sinda e…
Bya Prossy Kisakye,
Ekibiina kya UPC kikungubagidde abadde sentebe wekibiina mu ggwanga lyonna, Lawrence Okae, eyafudde enkya ya leero mu ddwaliro e Naguru gyabadde ajanjabirwa.
Mu kwogerako ne radio eno akulira ebyamawulire mu UPC, Faizo Muzeyi, agambye Okae abavudde ku maaso mu kaseera akazibu nge ggwanga ligenda mu kalulu
Ayogedde ku mugenzi ngómusajja abadde ayagala ekibiina kye ku…
Bya Benjamin Jumbe
Obukulembeze bwomukago gwa IPOD ogutaba ebibiina byobufuzi ebikiika mu palamenti basomozza akakiiko kebyokulonda, nti bafulumye entekateeka enagobererwa ku lunnaku lwokulonda.
Mu bimu ku bikyabatakuza emitwe yengeri, yokwetngiramu ssenyiga omukambwe COVID-19.
Bino bibadde mu lukiiko lwebabaddemu olwaleero.
Bwabadde ayogera ne bannamawulire oluvanyuma lwakafubo kebabaddemu, ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba, aga,bye nti bagala babalambike nekungeri gyebagenda okutendekamu…
Bya Ivan Ssenabulya
Entekatekateeka zigenda mu maaso, eri abesimbyewo ku bukulembeze bwe gwanga, nga batema empenda kungeri gyebagenda okukumamu akalulu kaabwe.
Bino webijidde nga ngebula mbale okutuuka ku lunnaku lwokulonda kwa bonna, okwanga 14 January, 2021.
Bwabadde ayogerako naffe, atalinakibiina mweyajira okuvuganya ku bukulembeze bwe gwanga Katumba John, agembye nti agenda kweyambisa nnyo emitimbagano.
Katumba wabula agambye nti amaanyi…
Ba Ritah Kemigisa
Eyali pulezidenti wekibiina kya FDC, era eyavuganyako ku bukulembeze bwe gwanga okumala emirundi 4 Dr Kiiza Besigye avumiridde eneyisa y’omuddumizi wegye erikuuma omukulembeze we gwanga, era mutabani wa pulezidenti Museveni Gen Muhoozi Kainerugaba.
Muhoozi azze asinziira ku twitter, okukasuka ebigambo eri akulembera ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi, amanyiddwa nga Bobi Wine, nga yewera nga…
Bya Ivan Ssenabulya
Omusajja eyakububwa amasasi apooca, agamba yetaaga buyambi.
Ibrahim Kambugu amanyiddwa ga Saleh, omutuuze we Namawojjolo yoomu ku bantu abakosebwa nasigaza ebiwundu mu kwekalakaasa kwanga 18 Novemba, abantu bwebaali bawakanya okukwatibwa kwa Robert Kyagulanyi.
Kambugu nga mukubi wamayinja agambye nti ku lunnaku olwo yali ava ku mirirmu gye, wabula alina weyalaimirirrako yagenda okwesanga ngavaamu omusaayi.
Kambugu gwetusanze…
Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi mu distulikiti ye Bugiri eriko abakozi 3 bekutte, aba Star Inn bar and Lodge ku misango gyobutemu.
Kino kyadiridde okusanga omulambo gwomukazi mu kinabiro mu loodi, bano zebaddukanya wali mu Buwuni Town Council, e Bugiri.
Kigambibwa nti omukazi ono yabadde azze ne muganzi we okusula, wabula oluvanyuma yasangiddwa nga mufu, atenga omusajja gweyabadde naye…
Bya Ivan Ssenabulya
Omubaka wa munisipaali ye Mukono Betty Nambooze akunze abantu be Mukono, okwetaba mu kulonda okubindabuinda, mu bungi okusobola okuletawo enkyukayuka mu gwanga.
Nambooze ayogedde kungeri abantu gyebanayigirizibwamu, ngembeera eyongera kwononek buli lunnaku.
Ayogedde ku kiwamba nekitta bantu, naddala absubuzi nebikolwa ebirala.
Bino abyogeredde ku Duwa yomugenzi Ssalongo Ibrah Kirevu, abadde amanyiddwa nga Bajaj, nga yali musubuzi…
Bya Ndhaye Moses
Akutte bendera ya NRM mu kuvuganya ku bukulembeze bwe gwanga, Yoweri K. Museveni wakuddamu okuwenka akalulu mu distulikiti enondobemu, ngebula mbale okulonda kutuuke.
Kino kiranagiriddwa ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba nga kuno kuliko disitulikiti ye Kisolo, Kasanda, Yumbe ne Maracha ngeno waakusisinkana abakulembeze bekibiina abwerako okubaako empenda zebatema, nga bategekera okulanda kwanga 14…
Bya Ritah Kemigisa
Olutalo lwebigambo lweyongedde, wakati w’omuddumizi wegye erikuuma omukulembeze we gwanga Special Forces Command Gen Muhoozi Kainerugaba, akulmbera ekibiina kya NUP, era akikwatidde bendera ku bukulembeze bwe gwanga Robert Kyagulanyi, amanyiddwa nga Bobi Wine.
Okuyita ku twitter, Muhoozi abaddenga alumba Bobi Wine ngagamba nti yetababmu byobufuzi ebya layisi, okwogera ku bakuuma ddembe.
Olutalo lwabwe olukyasembyeyo lwaliwo…
