Bya Ritah Kemigisa
Ababaka abatuula ku kakiiko ka palamenti ake ddembe ly’obuntu, baganiddwa okuyingira mu buddukulu oba safe houses okuli ake Kyengera ne Kalangala.
Ababaka nga bakulembeddwamu ssentebbe wakakiiko omubaka omukyala owa district ye Buvuma Jennipher Egunyu Nantume, bababde betadde mu ddene nga batandikidde Kyengera wabula babatezezza, nga bwebatayinza kuyingira munda nga tebalina lukusa lwakulira ekitomngole kya…
Bya Magembe Sabiiti
Poliisi mu ttundu tundu lya Wamala, ekyalemereddwa okuzikulayo emirambo gyabavubuka 2 abafira mu birombe bya zaabu ku kyalo Lujinji mu gombolola ye Kitumbi e Kassanda.
Kaati ziweze wiki bbiri bukyanga abavubuka bano okuli, Byamukama John ne Muyingo Nassani bafira birombe bino.
Poliisi emaze ennaku 4 ng’eyikuula ekinnya, naye emirambo gikyabuze.
Kati abakulembeze be kyalo naboluganda lwabagenzi,…
Bya Shamim Nateebwa
Agambibwa okuba nga yeefumbiza ow’omulenzi agambibwa okubeera mu kibinja ky’abebijambiya amwefuulidde n’amutema n’adduka.
Ruth Nantaba ow’emyaka 16 kati apooca na biwundu mu ddwaliro e Mulago nga kisubirwa nti omulenzi yamufumise nadduka, ngalowooza nti amuse, wabula Katond yazizza bibye.
Ono yagidwa e Busega oluvanyuma lwokutusibwako obuvune obwamanyi.
Nantaba kati yenna ajjudde ebiwundu ku mutwe, emikono, mu mugongo,…
Bya Ruth Anderah
Agambibwa okuba nga yeefumbiza ow’omulenzi agambibwa okubeera mu kibinja ky’abebijambiya amwefuulidde n’amutema n’adduka.
Ruth Nantaba ow’emyaka 16 kati apooca na biwundu mu ddwaliro e Mulago nga kisubirwa nti omulenzi yamufumise nadduka, ngalowooza nti amuse, wabula Katond yazizza bibye.
Ono yagidwa e Busega oluvanyuma lwokutusibwako obuvune obwamanyi.
Nantaba kati yenna ajjudde ebiwundu ku mutwe, emikono, mu mugongo,…
Bya Ruth Anderah
Abaali abakozi mu kampuni ya MTN-Uganda 6 nate bawanguddwa omusango gwokujulira mwebabadde bawakanyiriza ekyokubansingisa omusango.
Nga 28 mu April womwaka gwa 2015, omulamuzi wa kooti enkulu Paul Mugamba yasingisa abantu bano emisango gyobufere, bwebabbanga ssente zaba kasitooma eziri mu buwumbi 3 okuva ku accounta za Mobile.
Abavunanwa kuliko Edirisa Serunkuma, Edgar Matovu, Joseph Magombe, Peter…
Bya Benjamin Jumbe, Ekitongole ekivunanyizibwa ku bantu abayingira n’okufuluma eggwanga kiraze okutya, kungeri omuze gw’okujingirira ebiwandiiko gye gugenda gweyongera.
Bwabadde ayogera ne banamawulire ku ministry ey’ensonga z’omunda mu ggwanga, akulira ekitongole kya Immigration Maj Gen Apollo Kasiita agambye nti tebalina bantu yadde ebitongole bye bakolagana nabyo, kalenga abantu basaanye okwewala abafere.
Alabudde abantu okwegendereza enyo abantu abenonyeza…
Bya Ruth Anderah, Entiisa ebutikidde ababadde mu kkooti y’e Makindye omusajja ow’emyaka 60 bwazirikidde mu kkooti naafa .
Omugenzi ategerekese nga Fragilo Kizito omutuuze w’e Kabalagala.
Kizito abadde awerekeddeko mukyalawe Rosemary Kizito mu kkooti e Makindye gy’awerenemba n’emisango gy’okulwana.
Namukadde ono azirise mu kkooti munda mu maaso g’omulamuzi w’eddaala ely’okubiri John Robert Okipi era ng’ono aziriise oluvanyuma lwa…
Bya Ritah Kemigisa
Obukama bwa Tooro buli mu ketalo okutegeka emikolo gyamattikira G’omukama Oyo Nyimba Kabamba Iguru, agomulundi ogwa 24.
Emikolo gino gino ejimanyiddwa nga "Empango" gyakubaawo ku Lowkuna lwa wiiki eno nga 12 Sebutemba mu Lubiri lwe Karuziika mu kibuga kye Fort Portal.
Omukama Oyo kinajjukirwa nti yatuzibwa ku Nmsaulondo yaba jajja be mu mwaka gwa 1995…
Bya Ritah Kemigisa
Poliisi eriko abantu 3 bekutte nga bekuusa ku kuwambibwa nobutemu obwkaolebwa mu mukyala Maria Nagirinya nomudereva Ronald Kitayimbwa.
Bano poliisi egamba nti yeyambisizza ebifananyi ku camera zoku nguudo, okubakwata.
Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe e Naguru, omwogezi wa poliisi mu gwanga Fred Enanga agamebye nti babakwatidde mu kikwekweto ekyawamu ekyakoleddwa ekitebbe kya CID e…
Bya Magembe Sabiiti
Amaka agasoba mu 400 agasengulwa ku ttaka lyekibira kya gavumenti ekye Luwunga, mu disitulikiti ye Kiboga mwaka gwa 2014 ekyavirako gavumenti okubagulira ettaka ku kyalo Bukoba mu gombolola ye Nalutuntu mu disitulikiti ye Kassanda, nate golekedde okuddamu okusengulwa.
Kino kidiridde enkayana ze ttaka, nga kigambibw anti ate ettaka kwebasenga lya musiga nsimbi Abid Allam.
Ettaka elyogerwako…
