Ebyobulamu

Kkooti ekkirizza omusajja attibwe

Ali Mivule

May 1st, 2015

No comments

Kkooti mu ggwanga lya SouthAfrica eriko omusajja gw’ekkirizza okwetta olw’obulumi obungi bw’alimu Kkooti etude mu kibuga Pretoria esazeewo nti Robin 65, alina obulwadde bwa kokoolo akwata ebitundu by’abasajja eby’ekyama attibwe ng’abasawo bakikola mu ngeri etta obulumi n’ayitirayo Omulamuzi agambye nti omusawo akola ku musajja ono […]

Owa sukaali azadde bulungi

Ali Mivule

May 1st, 2015

No comments

Omukyala amenye likoda bw’azadde omwana bulungi nga tasaliddwa ate ng’alina obulwadde bwa sukaali Omukyala ono baali baamussaamu akawago k’ekimpatiira okumuyamba okukuumira sukaali we awatuufu. Catriona ow’emyaka  41 azaalidde mu ddwaliro lya Norfolk era ng’akubyeewo ddenzi. Omukyala ono alina ekika kya sukaali asooka ng’ono kibadde tekirabikangako […]

Obukiiko bw’ebyaalo buyambibwe

Ali Mivule

May 1st, 2015

No comments

Ebibiina by’obwa nakyeewa bisabye gavumenti okwongera amaanyi mu bukiiko bw’ebyaalo obukola ku byobulamu Omukugu mu nsonga z’okulondoola ebikolebwa mu kibiina kya Pathfinders Caroline Ssekikubo agambye nti obukiiko  buno bukola omulimu gwa maanyi okuwereeza abantu ku mitendera gya wansi. Ono agamba nti okuva mu mwaka gwa […]

Obukyafu bususse

Ali Mivule

April 29th, 2015

No comments

Ekitebe ky’eby’obulamu ku disitulikiti ye Mukono balabudde ku bukyafu obuli luno naddala mu byalo ekitaddewo obweralikirivu abantu okubuuka n’ebirwadde. Kino kyava ku lutalo lwokulwanyisa omusujja gwa Typhoid olwali ennyo mu bitundu  byekibuga neberabira abomubyalo nabo okusomesebwa ku kabi akava mu bukyafu. Bw’abadde ayogerako ne banamawulire […]

Eddwaliro lirongooseddwa

Ali Mivule

April 29th, 2015

No comments

Kyadaaki eddwaliro lye Magola health centre III in mu disitulikiti ye Tororo liddabiriziddwa Ng’ayogerera ku mikolo gy’okuggulawo eddwaliro lino, minisita akola ku by’obujjanjabi ebisookerwaako Sarah Opendi alabudde abasawo ku kusika mu bantu ensimbi okubakolako Opendi agambye nti eno y’ensong esinga okugoba abantu mu malwaliro nebaddukira […]

Poliyo kati wa mpiso

Ali Mivule

April 28th, 2015

No comments

Minisitule y’ebyobulamu yakutandika okugema obulwadde bwa poliyo ng’ekozesa empiso Luli abaana babadde batonyezebwa ddala mu kamwa Akulira eby’okugema mu minisitule y’ebyobulamu  Dr. Robert Mayanja agamba nti okuva mu gw’omwenda omwaka guno, abaana abali wansi w’emyaka etaano bakukubwa nga mpiso. Agamba nti gavumenti emaze okufuna akawumbi […]

E Mulago teri sikaani

Ali Mivule

April 28th, 2015

No comments

Abalwadde abeetaga sikaani e Mulago batandise okusaba nti basiibulwe oluvanyuma lw’okulemererwa ebisale bya sikaani z’ebweru Mu kadde kano e Mulago teri kyuuma kya sikaano kyokka nga mu malwaliro ebweru, omuntu yeetaga ensimbi eziri wakati w’emitwalo 20 ne 50 okukeberebwa kale bangi nga tebasobola kufuna nsimbi […]

Abasoba mu 130 balongoseddwa Hernia

Ali Mivule

April 27th, 2015

No comments

Abalwadde ba Hernia abasoba mu 130 beebalongoseddwa mu ddwaliro lye Gombe mu nkambi emaze ssabiiti nnamba Enkambi eno etegekeddwa aba Habib Medical School of the Islamic University in Uganda n’eddwaliro lye Gombe Omusawo mu ddwaliro e Gombe  Dr Ssekitoole Badru agamba nti bataddewo enkambi eno […]

Okulongoosa kubulamu mu nsi yonna

Ali Mivule

April 27th, 2015

No comments

Bibiri bya kusatu ku bantu bantu mu nsi yonna abeetaga okulongoosebwa tebakituukako olw’obutaba na ssente ate awalala obukugu tebumala Abazudde bino babitadde mu kitabo Lancet nga kyeyolese nti abanti abali mu bukadde beebafa olw’embeera esobola okuwonyezebwa naye kubanga tebalina ssente oba amalwaliro tegalina bukugu Mu […]

Obukebera siriimu ng’oli waka buzze

Ali Mivule

April 27th, 2015

No comments

Obuuma omuntu bw’asobola okukozesa okwekebera oba alina obulwadde bwa mukenenya butandise okutundibwa mu Bungereza Buno bwefananyirizaako abakyala bwebakozesa okwekebera oba bali mbuto oba nedda nga tebwetaaga ate kugenda mu byuuma birala Buno era butunuulira musaayi okwekebejjebwa okulaba oba gulimu obuwuka oba nedda Abakugu wabula bagamba […]