Ebyobulamu
Eddagala erimu likosa abali embuto
Ekitongole ekikola ku byeddagala mu ggwanga ekya National Drug authority kitaddewo amateeka amakakali ku makerenda agayinza okuvaako abakyala kufuna ebisa Kiddiridde okwemulugunya okuva eria basawo nti abakyala bangi abali embuto bagenda okubakuba eddagala mu biseera byokuzaala nga tebakyaliwulira olw’ensonga nti baba balimanyiira Akulira ekitongole kya […]
Abavubuka tebamanyi kukozesa bupiira
Abasawo okuvaako ku ddwaliro lya Komamboga health centre 3, beeralikirivu olw’abavubuka abasinga obungi obutamanya kukozesa bupiira bu kalimpitawa ekibaviiriddeko okukwatibwa endwadde z’obukaba ate nga bbo abawala baggyeemu mbuto. Akulira eddwaliro ly’abavubuka Anderson Kiwanuka atutegeezezza ng’abavubuka abasinga obungi bwebafunye endwadde omuli enziku ate nmga bujjudde mu […]
Engeri y’okujjanjaba mu kokoolo
Ekibiina ky’ensi yona ekikola ku byobulamu olwaleero kisomesezza abasawo ku ngeri ey’okulwanyisaamu obulwadde bwa kokoolo Akulira ekibiina kino Wondimagenyu Alemo agamba nti okulwanyisa kokoolo kutandikira ku kusomesa bantu y’okubuziyiza ate ababulina nebayiga engeri y’okwejjanjabamu. Omu ku basawo mu ddwaliro lya kokoolo e Mulago, Dr Fred […]
Ekyenkya kikulu nnyo
Abantu bangi berekereza okulya ekyenkya nga bakekkereza ate abalala naddala abakyala mbu bagaala kusala weyiti ng’enjogera y’ennaku zino bw’eri Naye obadde okimanyi nti obutalya kyankya kya bulabe nnyo eri obulamu. Kati ate bbo abagaala okusala weyiti bamala biseera kubanga ate kino kibongera kugejja. Dr Charles […]
Lunaku lwakwegwa mu bufuba
Olwaleero lunaku lwa kwegwa mu kifuba era nga kai emyaka 28 ng’olunaku luno lukuzibwa. Abantu begwa mu kifuba olw’ensonga ez’enjawulo naye obadde okimnayi nti okugw aomuntu ku kafuba ng’alina ebizibu kimukkakkanya. Omwogezi w’ekitongole ekiwooyawooya abali mu bizibu, Ali Male agamba nti abantu bangi banyumirwa okugwa […]
ARVs zikyusiddwa
Ekitongole ekikola ku by’eddagala ekya National drug authority kireese amakerenda agaweweeza ku bulwadde bwa Mukenenya nga gano galiko akabubi ka sukaali Kiddiridde abantu okwemulugunya nti eddagala eribadde ku katale libadde likaawa era nga bangi babadde balyesamba Omwogezi w’ekitongole kino, Fred Sekyana agamba nti eddagala lyebaleese […]
Abe Mulago bayitiddwa mu kkooti
Kooti enkulu e Mulago eragidde abaddukanya eddwaliro lye Mulago okwewozaako mu musnago ogwawaabwa abazadde ababbibwaako omwana. Omwana ayogerwaako kigambibwa okuba nga yazaalibwa ne mulongo munne kyokka n’abula era abasawo e Mulago nebategeeza bakadde be nti yali afudde Ekyewunyisa abazadde bano kwekulaba ng’ate ku kipande kyebafuna […]
Abasawo bakaaba
Abakulembee mu disitulikiti ye Wakiso balajanidde gavumenti eveeyo ebanyonyole lwaki omusaala gw’abasawo ogw’emyezi egyasembayo mu mwaka oguwedde bagitema . Bino bibadde mu alipoota efulumiziddwa akulira eby’obulamu mu disitulikiti eno, Dr Emmanuel Mukisa, bw’abadde ayanjulira abakulembeze, abakozi awamu n’abakulira abasawo mu lukungaana lw’ebyobulamu. Mukisa agamba nti […]
Kumansa mpitambi
Abakulira ebyobulamu mu disitulikiti ye Wakiso, batabukidde abakulembeze ku byalo olw’obulagajavu eri abantu bebakulembera. Abakulembeze bagamba nti abantu bamansa empitambi mu buveera nga tewali abakuba ku mukono gyebigweera ng’obulamu bwaabwe bwebuli mu matigga. Akwanaganya eby’okugema abaana mu minisitule y’ebyobulamu Albert Kasozi Lule agambye nti abantu […]
Okusenya amannyo kuziyiza obuwuka
Abakugu mu by’obulamu bagamba nti ekisinze okuvaako abantu okulwaala amaanyo bwebutamanya kusenya. Omusawo mu ddwaliro e Mulago, Dr Charles Kasozi agamba nti okusenya mu ngeri etali ntuufu kukosa ekibuno n’amannyo genyini era nga kyabulabe n’okusingako omuntu atasenya Dr Kakooza agamba nti ate abalala balwaawo okusenya […]