Ebyobulamu

Abatomera Emitwe Beegendereze

Ali Mivule

June 14th, 2013

No comments

    Abazanyi bomupiira munsi yoona abatomera enyo emitwe nga bazanya omupiira bali mu kabi kokukosebwa ku bwongo naddala nga banyuse okuzanya omupiira guno. Abakugu mu byobulamu bagamba omuntu bwatomera omutwe obwongo busesetuka era bwakikolera ebbanga edene buva mukifo ekituufu webulina okutuula olwo omuntu nafuna […]

Ebbula ly’omusaayi mu malwaliro

Ali Mivule

June 5th, 2013

No comments

Emilimu gitandise okusanyalala mu ddwaliro e Mulago olw’ebbula ly’omusaayi.   Mu ddwaliro lye Mitima ku buli balwadde basatu balongosaako omu olw;ensonga ntia basigade baba tebalina musaayi   Omu ku bakola awakeberebwa omusaayi, John Kebbo agamba nti omusaayi ogusinze okubula gwegwekika kya o Wabula ministry y’ebyobulamue […]

Abalongo Bafudde

Ali Mivule

May 20th, 2013

No comments

  Abalongo banamansasana abaaletebwa mu dwaliro e Mulago bonna bafudde. Omu yeyasoose okufa olunaku lwegulo mu biseera byolwegulo omulala nafa ekiro ku saawa nga biri. Apio and Adong baazalibwa nga  4th of May this year at Ngora hospital oluvanyuma nebaleetebwa mu dwaliro e Mulago okusobola […]

OKuwummula ku Mulimu kikosa obwongo

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti omuntu yenna bw’awummula ku mulimu alian engeri gy’akosebw aku bwongo.   Kino kiva ku birowoozo ebyesomba nga byekuusa ku muntu engeri gy’aba agenda owkeyimirizaawo nga talina mulimu.   Ate abalala nebwebaba balian eky’okukola bababalowooza nnyo ku ngeri y’okuzibikira aawabadde wava omusaala […]

Okusonda eza mukenenya

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Gavumenti yakutandika okusala ensimbi ku masimu agakubwa, omwenge ogugulwa ne sigala .   Ensimbi zino ezinasaslibw azakuddizibwa mu nsawo y’okulwanyisa obulwadde bw amukenenya   Ssentebe w’akakiiko akalwnayis aobulwadde bw amukenenya, Kiwummulo apuuli agamba nti kino kigendereddwaamu kulaba nti ensimbi ezikozesebwa mu kulwnayis amukenenya zeeyongera   […]

Abalongo Balwadde

Ali Mivule

May 16th, 2013

No comments

Abalongo ba nabansasana abatwalibwa e Mulago balina obulwadde bwa Pneumonia. Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago,Enock Kusaasira agamba nti abalongo bano balina obuzibu mu kussa kyokka nga babakolako okulaba ga batereera. Abaana bano baazalibwa nga beegattira ku lubuto kyokka nga baawula emitima, enkizi, n’amawuggwe Abaana bano maama […]

Abalongo ba nabansansana

Ali Mivule

May 9th, 2013

No comments

s Omugogo gw’abalongo ba nabansansana omulala gutwaliddwa e Mulago   Abaana bano abawala bazaaliddwa ku ddwaliro lye Ngora   Ebyembi nti maama waabwe eyalongoseddwa obulongoosebwa teyasobodde kulutonda   Abaana bano beegattira ku lubuto okutuukira ddala ku butuuliro Abaana bano bazaliddwa nga bazitowa kilo nnya n’ekitundu […]

Ali Mivule

May 7th, 2013

No comments

Olutalo ku musujja gw’ensiri lwongeddwaamu ebbugumu. Obutimba bw’ensiri obusoba mu bukadde 21 bwebugenda okugabwa okwetoloola ebitundu by’eggwanga ebitali bimu   Ono yoomu ku kawefube w’okukuza olunaku lw’okuwanyisa omusujja gw’ensiri.

Obupiira bufu

Ali Mivule

May 6th, 2013

No comments

Gavumenti erina omulimu gw’okunyonyola ku bupiira bu galimpitawa obuli ku katale. Omusajja agamba nti yakoseza obupiira buno nebumuyisa bubi addukidde mu mbuga za mateeka. Joseph Sseremba agamba nti obupiira obugambwa ekibiina ky’amawanga amagatte eri abantu ku bwereere, tebutuukagana na mutindo. Ayise mu bannamateeka ge aba […]

Lunaku ku musujja gw’ensiri

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

Uganda lwaleero yegasse ku nsi yonna okukuza olunaku lw’okulwnayisa omusujja gw’ensiri Obutimba obukadde 21 bwebugenda okugabwa eri abantu abatali bamu.   Minister omubeezi akola kubyobujjanjabi ebisookerwaako, Sarah Opendi agamba nti bakutandikira Soroti awagende okubeera emikolo emitongole egy’eggwanga nga 10 omweiz ogujja.     Uganda ekwata […]