Ebyobusuubuzi

Tabamiruka w’abakola mu bya banka wa leero.

Ivan Ssenabulya

July 17th, 2018

No comments

Bya Ben Jumbe.   Olunaku olwaleero ssabaminister we gwanga lya uganda Dr. Ruhakana Rugunda asuubirwa okuggulawo tabamiruka wabakola mu bya banka , nga ono amanyiddwa nga Annual Bankers Conference ow’okubeera wano mu Kampala. Bano buli mwaka batuula okwebulirira ku nsonga ezibakosa nga abakola mu by’ensimbi, […]

Aba Airtel e Mubende batadde wansi ebikola

Ivan Ssenabulya

July 12th, 2018

No comments

Bya Magembe Sabiiti Ba agent ba mobile-money abakozesa omukutu gwa Airtel mu district ye Mubende batadde wansi ebikola oluvanyuma lw’okukizula ngensimbi zabwe eziyina okubawebwa buli mwezi zibibwa. Bano awatali kwesalamu bategezezza nga bwebaludde nga  babibwa  ensimbi zabwe  kyebagamba  nti kyandibavirako okuva mulimu guno  era nga […]

Aba mobile money baakuggalawo amaduuka gaabwe ku lw’okusatu.

Ivan Ssenabulya

July 9th, 2018

No comments

Bya Ndaye Moses. Bbo abakola akalimo aka mobile Money wano mu Kampala ne gwanga lyonna bategeezeza nga bwebagenda okuggala ebifo webakolera okutandika ku lw’okusatu luno, nga ono ye kaweefube ow’okulaga obutali bumativu olw’omusolo ogubanyigiriza. Sabiiti ewedde omukulembeze we gwanga yalangirira nga omusolo ogwa nusu 1% […]

Abalimi batandise okukaaba olw’omusolo gwa Mobile money.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya Damali Mukhaye. Abalimi n’abalunzi  mu gwanga bategeezeza nga omusolo ku nkola eya mobile money bwegugenda okubakosa ekisusse, ga kw’ogasse ne nusu 200 ezatekeddwa ku mikutu mutaba bantu kiyite social media. Bwabadde ayogereko ne banamawulire wano e wandegeya, president wa Uganda veterinary association Sylvia Baluka […]

Abakola ku mobilo mane bakusisinkana sipiika.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Abakola omulimo ogwa mobile money wano mu Kampala abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Kampala mobile money dealers association,  bategeezeza nga bwebagenda okwewerekera batuukeko ewa sipiika wa palamenti  abategeeze lwaki basazeewo okubalemesa akalimo kano kwebajja ensimbi, nga babasaako omusolo ogwamaanyi bwegutyo. Bino bigidde […]

Sipiika ayagala bannayuganda basige mu gwanga lyabwe.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Kyeyune moses. Sipiika  wa Palamenti  Rebecca Kadaga,asabye govumenti okuddamu yetegereze ebisikiriza byewa bamusiga, kino kiyambe nebannayuganda abali e bunayira okufuna amaanyi okudda kubutaka okusiga ensimbi zaabwe. Sipiika okwogera bino abadde mu Canada, mumwoleso gw’ebyobusubuzi ogubadde mu kibuga Toronto. Ono agamba nti amateeka amajja gagwana […]

Abasubuzi balabudde ku musolo gwa soso midiya.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Nga govumenti  etandika okuteeka  mu nkola entekateeka entekateeka  ey’okujja omusolo ogwa nusu 200 kubuli muntu akozesa social media, abasubuzi bategeezeza nga kino bwekigenda okutuuka  nekubeeyi y’ebantu ebitundibibwa. Kinajukirwa nti okutandika  n’olunaku lw’eggulo, mpaawo muntu ayinza kukozesa social media nga tasasudde nsimbi zino, […]

Omubaka omukyala owa Paliisa alayidde.

Ivan Ssenabulya

June 22nd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.   Olunaku olwaleero omubaka omukyala ow’e Paliisa district Faith Alupo  lwakubye ebirayiro ng’omubaka wa parliament, oluvanyuma lwa munna FDC gweyali avuganya naye okuwandulwa mu lw’okaano luno. Ono laayiziddwa kalani wa parliament omukyala Jane kibirige, mu maaso ga speaker wa parliament Rebecca Kadaga. […]

Banabyanfuna bakubye tooki mu bajeti ye gwanga.

Ivan Ssenabulya

June 21st, 2018

No comments

Bya samuel Ssebuliba. Government esabiddwa okukola ku nsonga y’etaka, nga tenatandika kuteeka nsimbi mu byakulima, kko n’okubyesigamako nga ebigenda okubulula eby’enfuna bye gwanga Kinajukirwa nti budget y’omwaka guno ogutandika, kyakanyizibwako nti eby’obulimi bigenda kutekebwamu ensimbi bitandike okuvaamu ebintu eby’okutunda , olwo eby’enfuna biryoke bikule Bwabadde […]

Abavubuka be Mpigi bazize ente za pulezidenti.

Ivan Ssenabulya

June 8th, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. Abakulembeze b’abavubuka mu district y’e Mpigi bazize ente e 16 ezibadde zibaweereddwa president Museveni okwekulaakulanya nga bagamba abaazibatuusizzaako baziwanyisizza. Abavubuka abano bagamba nti ente ennungi bwezaavudde e Bushenyi baazikyamizza ku famu  y’omu kubakulira Operation Wealth Creation lieutenant Balagadde nebazitikkulako olwo ku motoka […]