Amawulire
Gavumenti yakugula ekidyeri ekisala omugga Kagera.
Bya Samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni akakasiza nga government bwegenda okugula ekidyeri ekigenda okugatta ekitundu kya Uganda n’amaserengeta ga Tanzania nga kiyita kumugga Kagera. Bweyabadde ayogera ku mikolo egy’okukuza ameefuga ge gwanga wano e Kyotera , president yagambye nti aludde nga asuubiza abantu […]
Amasanyalaze gaakusigala nga gaabuseera.
Bya Samuel ssebuliba. Kikakasiddwa nga bannayuganda bwebagenda okwongera okusasula obuwanana mu masanyalaze, newankubadde amabibiro g’amasanyalaze amalala gaze gagulwawo. Bino bigidde mukadde nga government etegese okugulawo amabibiro okuli Karuma ne Isimba . Bwabadde afulumuya Alipoota ekwata ku bungi bw’asanyalaze nabutya bwebukwatagana ne enkulakulana, eyakulidemu okukola alipoota […]
Ebbanja lwa uganda litandise okweralikiriza banabyanfuna.
Ssebuliba samuel. Banabyanfuna balabudde nga ebbanja Uganda ly’erina bwerikula buli kadde, kale nga buli kisoboka kigwana okukolebwa okukakkanya engeri gyeyewolamu. Mukaseera kano Uganda ebangibwa obuwumbi bwa doler obusoba mu 10, kyoka nga buli kadde ebbenja likula. Bwabadde aggulawo sabiiti eyategekeddwa ekitongole ekiwooza okwebazza bannayuganda olw’okuwa […]
Abasubuzi beetaga kooti enaakola ku misango gy’omulago gwa East Afriica.
Bya samuel Ssebuliba. Abasubuzi ba Uganda basabye abakulembeze mu Mawanga ga East Africa okutondawo kooti ey’enjawulo enamalangawo enkayana singa wabaawo eggwanga linamukago erigaana okuteeka munkola amateeka agalina okugobererwa naddala mu byensubulagana. Bino webigidde nga abasubuzi bangi abava mu Uganda bakaaba olw’obukwakulizo obubatekebwako amawanga agamu, kyoka […]
Gavumenti eyagala kwesiba ku byakuyiikula byabugaga by’amutaka
Bya samuel Ssebuliba. Omukulembeze we gwanga Yoweri Kaguta alaze obukulu bw’okuteeka amanyi mu kukulakualnya ekisaawe ky’eby’okuyiikula eby’obugagga ebyomu ttaka. Guno omulanga wegujidde nga Uganda, ekyagoba ekirooto kyayo okufuuka egwanga erisajakudde mu by’amakolero Bwabadde aggulawo olusirika lw’abakulira abakozi ba gavumenti ku district president agambye nti amaanyi […]
Uganda essuubi eritade ku bamusiga nsimbi.
Bya Samuel Ssebuliba. Minisitule ekola ku by’ensimbi etegeezeza nga bwegenda okwesiba enyo ku by’okuleeta bamusiga nsimbi wano mu gwanga, nga kaweefube ow’okusitula eby’enfuna bye gwanga. Mukaseera kano Uganda yekyakize okukunganya omusolo omutono bwogerageranya n’ebyenfuna byayo mu mawanga ga East Africa gonna, nga kaakano uganda eri […]
Uganda yaakutandika okulunda obumyu mu bungi.
Bya Ivan ssenabulya . Company eya back and Door Company limited, etadde omukono ku ndagaano ne Rabbit Republic Africa, okuva mu Kenya nga bano bagenda kukuza omulimo gw’okulunda obumyu mu Uganda Muntekateeka eno abalunda obumyu mu Uganda baakubutundanga butereevu ku katale ka Kenya. Bwabadde ayogerako […]
Aba MTN bagala gavumenti omusolo ku mobile money egujjewo
Bya Kyeyune Moses Abomukuttu gwa MTN basabye akakaiiko ka palamenti akebyensimbi, okusuula ebbago lye nnongosereza ku musolo gwa mobile money. Okusaba kuno kukoleddwa ssenkulu wa MTN Uganda, Wim Vanhelleputte bwabadde alabiseeko mu kakakiiko olwaleero. Agambye nti ekisaawe kyokusindika ensimbi mu nkola eyokumasimu egenda ekulabukuzi mu Uganda […]
kenya ekendeezezza amasanyalaze geegula ku uganda.
Bya Rita Kemigisa Ministry yamasanyalaze nebyobugagga ebyomu ttaka okulinnya kwe bbeyi yamasanyalaze, ekitadde ku kukendeera kwamasanyalaze agabadde gatundibwa e bweru nga ku muliraano mu Kenya ne 50%. Mu kiseera kino unit yamasanyalaze egula 718.9 buli unit eri abakozesa agawaka okuva ku Shs685.6, […]
Abagenda okudukanya enyonyi ye gwanga bakusunsulwa.
Bya Fredric Musisi. Oluvanyuma lwa uganda okutumya enyonyi ezigenda okukolera wansi wa Uganda airline, ekitongole ekikola ku mbuuka zenyonyi ekya Civil Aviation Authority kitegeezeza nga bwekigenda okwetegereza obusobozi bwa company ekya Uganda National Airlines company egenda okudukanya enyonyi zino. Kati tutegeezeddwa nti bano […]