Ebyobusuubuzi
Poliisi ekutte 24 lwakubba masanyalaze
Bya Ivan Ssenabulya Poliisi mu district ye Kapchorwa eriko abantu 24 begalidde, oluvanyuma lwekikwekweto ku babba amasanyalaze, nga bageyungako mu bumenyi bwamateeka. Ekikwekweto kino kikoleddwa aba UMEME nga bakulembeddwamu Cherop Sam ne poliisi, nga kibadde mu bitundu bye Kisenzisenzi, East ne West division mu munispaali […]
Ebyenfuna bya uganda byongedde okukula.
Bya Samuel Ssebuliba. Banka enkulu ey’egwanga etegeezeza nga eby’enfuna bye gwanga bwebigenda okukulira waggulu dala bwogerageranya n’okutebereza kwa 2018- 2019, nga kuno kwali kulambise nga eby’enfuna bwebigenda okukula n’ebitundu 6.8 % Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire akawungezi akeggulo akulira banka enkulu Prof. Emanuel Tumusiime Mutebire […]
Kattikiro akubirizza ku nnima ey’okujimusa
Bya Sam Ssebuliba amalabyonna wa Buganda Charles peter Mayega akalatidde Obuganda okutandika okwetaba mu kujimusa ettaka lyabwe bwebaba baagala okwongeza ku bibala byokulima. Bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda akawungezi akayise, katikiro Mayiga agambye nti abantu bangi okulima bakufudde ekidibo, nga beekwasa ettaka ebbi, kyoka […]
enkola empya ey’okusasula third-party insurance
Bya Moses Ndaye Insurance regulatory Authority, ekitongole ekirondoola nokulungamya emirmu gya insure, kivuddeyo nenkola eya digital okusasulangamu ebisale bya mmotoka, Motor 3rd party nga kino bagamba nti kigendereddwamu, kulwanyisa bafere. Akulira ekitongole kino Alhaji Lubega Kaddunabbi agamba nti ebidduka nga akakdde 1 nekitundu bawandisibwa ku […]
Olukungaana lwa NTV olw’ebyobusubuzi lutandise
Bya ssebuliba samuel Ssabaminisita we gwanga Dr Ruhakana Rugunda alaze obwetaavu, okubeera nokukubaganya ebirowoozo okwa namaddala, ate okwebuziba ku byenfuna bya Uganda. Dr Rugunda bino abyogeredde mu lukungaana lwebyenfuna, olwa NTV economic summit olwomulundi ogwokusattu olukyagenda mu maaso, ngessira baalitadde ku nkulakulana etondawo emirmu. Okusinziira […]
Aba bizineensi entonotono bebakuza ebyenfuna
Bya Ivan Ssenabulya Ebyenfuna bye gwanga tyebikula na nsimbi ennyingi ezitekebwa mu bitundu byenjawulo, wabula nomutindo gwebintu byebasigamu ensimbi kikulu. Okusinziira ku akulira Stanbic Bank Patrick Muheirwe, aba business entonotono, bebatambulirako okukula kwebyenfuna, wabulanga mu Uganda babadde balagajjaliddwa. Wano era asabye ba nakeolera gyenga abatonotono, […]
Etteeka ku butale lyetaaga okwekenneenya
Bya Ndaye Moses ne Sam Ssebuliba Ebibiina byobwanakyewa biweze nga bwebigenda okukunga abalimi, okubanja etteeka lyobutale lyebatuuma Market Act liddemu okwekenneyzebwa. Okusinziira ku akulira ekitongole kya Share an opportunity Uganda, Florence Ssuubi waliwo obwetaavu okukola ennongosereza mu tteeka lino kubanga abalimi bakolera mu kufiirwa. Agamba […]
Abe Mukono bafunye ebyuma ebipima obujimu
Bya Ivan senabulya Abakulira entekateeka yokugoba obwavu mu district ye Mukono eya Operation Wealth Creation baliko ebyuma ebipima obujimu mu ttaka bwebawadde abalimi. Akulira emirmu ejigasiza wamu abantu mu district Faizal Kigongo, agambye nti buli gombolora ewereddwa ekyuma kimu, na byuli muimi wakutwala ettaka lye […]
Aba Ecobanka basse omukago ne Redcross
Bya Ivan Ssenabulya Ecobank ne International Federation of Red Cross basse omukago okwongera abantu babulijjo obukugu, mu kwetangira ebibamba nebigwa tebiraze. Dr Fatoumata Nafo, akulira Redcross mu Africa agambye nti abantu bangi, abafiridde mu butyabaga obutera oubalukawo, nga kivudde ku butateeka ssente mu ntekateeka zokwetangira. […]
Enyozi za uganda biri zimaze okuzimbibwa.
Bya Samuel Ssebuliba. Ministry ekola ku by’entambula ekakasiza nga omulimo gw’okukola enyonyi ezigenda okubeera wansi wa Uganda airline bwekugenda mu maaso. Waliwo ebyali bifulumye nga biraga nga company ezaali zigenda okuvugirira eby’okugula enyonyi zibo bwezaali zibivuddemu, kino nekireetawo okutya mu bannayuganda abalinze enyonyi zino. Twogedeko […]