Bya Ritah Kemigisa
Minister owebyobulimi nobulunzi mu gwavumenti eyekisikirize Francis Gonahasa alabudde gavument, obutajjjulula kitongole kye mwanyi ekya Uganda Coffee Development okukizza mu ministry yebyobulimi.
Kino kyasalibwawo mu lutuula lwaba minister olwali lukubirizibwa omukulembeze we gwanga, omwaka oguwedde.
Wabula omubaka Gonahasa agamba nti ngebitongole ebirlala ebikyali wansi wa ministry okuli Dairy Development Authority, byakukosebwa, nga biweebwa ensim,bi ntono.
Kati…
