Ebyobusuubuzi
Bafuuweta sigala balabuddwa ku sigala ow’obulabe ali ku katale.
Bya Ivan Ssenabulya. Ekitongole ekiwooza kirabudde banayuganda abakomonta sigala nti beewale okumala gakozesa buli sigala gwebalabye kubanga ow’ebicupuli yeyongedde ku katale. Bano webogeredde bino nga akawungezi akayise bakalaga banamawulire sigala gwebaakutte nga tali kumutindo era nga mugingirire. Kati bano bagamba nti tebayinza kukakasa bulabe buli […]
Uganda ekoze endagaano ne Congo
Bya Benjamin Jumbe Uganda etadde omukono ku ndagaano ne gwanga lya Democratic Republic ya Congo, okwongera okutumbula ebyobusubuzi wakati wamawanga gombi. Endagaano eno erubiridde okujjawo emizizigo mu byobusubuzi ebyokusaza ebyamaguzi, ku nsalo. Minister owebyobusubuzi amakolero nobwegassi Amelia Kyambadde yataddeko omukono kulwa gavumenti ya Uganda ate […]
Aba URA bakutte ssigala owamagendo
Bya Ivan Ssenabulya Abawooza aba Uganda Revenue Authority baliko ssigala awerako gwebaboye okuva mu store meu e Kisaasi, nga kigambibwa nti babaddenga bamukukusa okuva ku mulirwano mu gwanga lya Kenya, okumuyingiza kuno nga tassudde musolo. Omumyuka wa Commissioner akwasisa amateeka mu URA Agnes Nabwire agambye […]
Minista waakusisinkana abasubula seminti leero.
Bya Ritah Kemigisa. Olunaku olwaleero minister akola ku by’obusubuzi omukyala Amelia Kyambadde akakasizza nga bwagenda okuwayaamu n’abasubula, ko n’okukola seminti mu gwanga bamutegeeze ekiviirideko ebeeyi okwewanika. Minister ono okuvaayo kyandiridde abantu okwekubira enduulu nga bagamba nti ebeeyi ya seminti erinye ebitagambika. Minister gy’ebuvudeko yatubuulira nti […]
Abakola seminti baakunyonyola lwaki ebeeyi erinye.
Bya Ritah Kemigisa. Minista akola ku by’obusubuzi omukyala Amelia Kyambadde ayise bunambiro abakozi ba seminti , bamunyonyole ekiviirideko seminti okulinya ebeeyi. Ono okuvaayo kidiridde omubaka we Lugazi municipality Isaac Ssozi Mulindwa okutegeeza palamenti nti ebeeyi ya seminti erinye ebitagambika, kale nga ministry egwana kuyingira mu nsonga […]
Uganda amabanja gagituuse mu bulago.
Bya Samuel Ssebuliba Government esabidwa okwanguwa okumaliririza project zonna ezivuggirirwa ensimbi zeyeewola okuva e bunayira, olwo ansimbi ezinavaamu ziyambeko mukusasula ebanja kaakano eritutuuse mu bulago. Alipoota eyakoleddwa akakiiko ka parliament akakola ku by’enfuna , nga erambika uganda bweyimiridde mu byenfuna wakati wa 2015-16 and 2016-2017 […]
Abasubuzi ba KACITA tebanasazaamu kwekalakaasa kwabwe.
Bya Samuel Ssebuliba. Abasuubuzi b’omu Kampala abegattira mu kibiina kyabwe ekya KACITA bakyakalambidde nga bagamba nti bakwekalakaasa nga April 10th , singa government teveeyi kukola ku nsona zaabwe ezibasiiwa. Kinajukirwa nti sabiiti ewedde ssabaminister we gwanga Dr Ruhakana Rugunda yakaanya okukola ku nsonga z’abano, okuli […]
Edagala ly’ebirime egingirire liboyeddwa.
Bya Getrude Mutyaba. Minisitule ekola ku y’obulimi, eriko eddagala eriwereza ddala lita 10,000 lyekutte okuva mu matundiro g’edagala lino kibuga Masaka nga lino kizuuse nga libadde gingirire. Ttiimu y’abalambuzi okuva ku kitebe kya Ministry nga bali wamu ne poliisi mu by’obulimi bakoze ekikwekweto mu maduuka […]
Abaddugavu batekeddwa okusiga ensimbi mubye nnyonyi
Bya Ivan Ssenabulya Amawanga ga Africa gasabidwa okuiteeka ensimbi mu bitongole bye nnonyi, ebyamawnga gaabyo mu kifo kyokukozesa ezobwananyini. Bwabadde ayogerera musomo ogwa Monitor Thought Leaders Forum ogubumbujidde ku Pearl of Africa Hotel, akulira Kenya Airways, Micheal Joseph agambye nti enyonyi nga zino zamugaso nyo […]
Ababaka babanja luguudo lwe Tirinyi.
Bya Samuel ssebuliba. Ababaka ba palamenti abava mu buvanjuba bwe gwanga bazeemu okuteeka government kuninga nga baagala ekole oluguudo olwa Nakalama –Tirinyi –Mbale lw’ebagamba nti luli mu mbeera mbi. Kinajukirwa nti okukola oluguudo luno kwali kwaweebwa aba company ya Dot Service mu 2015, kyoka kontulakiti […]