Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Ebyobusuubuzi

Munnayuganda aleese enkola y’okusindika ssente

Bya Ndaye Moses Omunna-Uganda ngasinziire mu gwanga lya America, aleese enkola emmpya eyokusindika ensimbi okusukka ensalo, okuyita ku masimu. Enkola eno yatuuse ku kale, nga kigenda kukola abantu okusindika ensimbi, wabula ku bwerere. Ham Sserujonjo yaleese ka application ku ssimu, keyatuumye Chipper cash, oluvanyuma lwokunonyereza kwabaddeko, okumala ebbanga mu kibuga San Francisco. Kino kykinaaba kisoosemu Africa nga wetwogerera ekozesebwa…

Read More

Gavumenti eri munteekateeka zakudabiriza olukuubo lw’eggaali y’omukka

Bya Prossy Kisakye Oluguudo olw’eggaali y’omuka oluyitibwa Standard Gauge Railway sirwakuyimirira nga bw’ebibadde by’ogerwa wabula lw’akusirisamu akaseera katono okwongera okw’ekaanya engeri y’okulugusa mu bwangu ddala okutumbula entambula y’eby’amaguzi n’abantu mu Uganda ne Kenya. Bino by’ogeddwa Minisita avunamyizibwa ku nguuddo n’eby’entambula Monica Azuba Ntege, bw’abadde alambula olukuubo lu Northern Corrido olusangibwa ku nsalo ya Uganda ne Kenya. Kenya wetwogerera…

Read More

Omwalo gwe Kiboto bagugadde

Bya Prosy Kisakye Abakulira eby’obuvubi mu disitulikiti ye Kalangala bagadde omwalo gwe Kitobo mu ssaza lye Ssese, nga kati abavubi bali mu maziga. Abavubi bagamba nti mu kiseera kino tebakyalina kyebakola okujako okutuula obutuuzi, nga wano basabye gavumenti ebadiremu. Akulira eby’obuvubi mu disitulikiti ye Kalangala Capt. Nathan Abaho ategezezza ngabavubi ku mwalo bwebadde benyigira mu nvuba emenya amateeka. Kati…

Read More

Ba musiga nsimbi balina essuubi

Bya Ndaye Moses Ba musiga nsimbi mu Uganda balina essuubi nti omuwendo gwabantu ogw’eyongera mu gwanga, kigenda kibayamba okwongera ku katale akebyemaguzi byabwe. Akulira kampuni yamasimu eya Techno, mu gwanga Shiva zhong agambye nti ssinga, Uganda esigala mu mirembe, ebyenfuna byayo bigenda kwongera okuyitimuka Ebibalo okuva mu kitongole kyebibalo biraga nti abantu mu Uganda beyongera ku 3.3%.

Read More

Abasubuzi b’amatooke e Mbarara balajana

Bya Prossy Kisakye Abasubuzi bamatoke abagagya mu bitundu bye Mbarara basobeddwa eka ne mukibira oluvanyuma olw’ebbeeyi yaago okulinya. Bano bagamba nti ekisinze okulinyisa ebeeyi yamatooke ye nkuba eyakuba ensuku zaabwe gye buvuddeko nga kati gaakendera mu bitundu bye Mbarara ne Isingiro Abasubuzi bategezeza nti ebbeeyi y’emmere ebadde eli wansiko nga ettooke eddene libadde ku 7000 ate ettono libadde ligula wakati we 5000…

Read More

Abalimi b’ebikajjo basanyufu

Bya Abubaker Kirunda Abalimi bebikajjo mu district ye Mayuge batenderezza omukulembeze we gwanga, Yoweri K. Museveni ku kyeyakoze okuyimiriza okuteesa ku bbago lya ssukaali, lyebatuuma Sugar bill, okutuua nga buli akwatibwako yebuziddwako ekimala. Ebbago lino lyali lyayisbwa palamenti, wabula ababaka nga bagaanye ekya zoning oba okwawulamu ebitundu, awokulimira ebikajjo nokutunda, naye omukulembeze we gwanga yaligoba bweyagaana okulitekako…

Read More

Sudir awangudde ogwabanamateeka

Bya Ruth Anderah Kooti yeby’obusubuzi egaanye banamateeka aba Sebalu, Lule and Company Advocates, obutaworereza DFCU bank, mu musango gwa nagagga Sudhir Ruparelia. Mu nnamula ye omumyuka womuwandiisi wa kooti Festo Nsenga agambye nti banamateeka bano  mu mwaka gwa 2016 baweebwa omulimu, okwekenneya endagaano zobupangisa bwabanatu abenjawulo, mu bizmbe bya Crane Management service Ltd. Kooti era eragidde bano basasule…

Read More

Abalimi betaaga ensawo okubawagira

Bya Ndaye Moses Gavaumenti esabiddwa okubangawo ensawo eyenjawulo okuwagira abalimi, okuva ku nnima eyokulya, wabula betanire okulima okwebyobusubuzi okufuna ssente. Gavumenti wetwogerera nga yabakana ne kawefube okutumbula ebintu ebikolebvwa wano, webatuuma Buy Uganda, Build Uganda. Wabula okusinziiraku akulira ebyobusubuzi mu kampuni ya Harris international Ahmed-Hussein agamba nti entekateeka eno eyamba nnyi abalimi, nga batunda amakungula gaabwe eri amakolero. Wabula…

Read More

Amasundiro g’amafuta galabuddwa

Bya Ndaye Moses District ye Wakiso, Mukono ne Kayunga zinokodwayo nti zezikulembedde, mu kubeera namasundiro agatundaamafuta agatatukanye na mutindo. Akulira ebyemirmu mu kitongole ekivunayizbwa ku mutindo mu gwanga ekya, Uganda National Bureau of standards Peter Kitimbo, agambye nti amasundiro manage byegakola byawukana kubye byebabalambikira. Agamba nti abasinga batunda amafuta agebisejja, nga balina kukola ebyabalambikirwa.

Read More

Abmayumba bawakanyizza omusolo gwa KCCA

Bya Prosy Kisakye Bannanyini mayumba mu kitundu kye Wabigalo mu division ye Makindye, wano mu Kampala bemulugunyiza ku musolo gwa mayumba ogwa property rate tax ogwabagerekeddwa ekitongole kya KCCA. Bwebabadde basisinkanyemu abakungu okuva mu KCCA ba landlord bawakanyiza ekyokubasasuza ebbanja ly’omusolo ekadde. Bano mungeri yeemu beemulugunya ku nsimbi z’omusolo ezabagerekebwa nti nyingi tebaziyinza. Wabula mu kubanukula omukungu okuva mu…

Read More