Olwali
Akasawo k’embwa
Abayiiya tebaggwaayo. Mu kibuga newyork ekya merica, omukyala ayiyizza akasawo mw’assa akabwa ken g’egenda okutambulamu Akasawo kano omuntua sobola n’okukaweeka n’atakalubirizibwa ng’agoba embwa ku kkubo. Wabula embwa ebadde mu kasawo kano erabise ga nyiivu nzibu ng’erabika eyagala kwetambuza
Omusu guyiseewo
Mu mipiira gy’ebika olwaleero, ekika ky’omusu kiwanduddemu abalangira okwesogga oluzannya olusooka oluddirira olwakamalirzo luyite quarter final Ab’Omusu okuyitawo bawangudde abalangira goolo 3 ku emu mu mupiira ogubadde mu kisaawe e Nakivubo Omupiira ogwasooka , abalangira bawangula goolo 1 ku bwereere wabul goolo z’omusu zisobodde okuguyisaawo […]
Waddanga bimusobedde
Omusajja eyetankidde enkagaali amalirizza ngagudde mu kipipa kya kasasiro ng’akiyita obuliri Omusajja ono abadde ali mu kwewumuzaamu era ng’akola byonna by’ayagala omuli n’okusiiba ng’awuuta abide Abakungaanya kasasiro on bamukimye nga bulijjo nga bamaze okumubikkako kyokka bagenze okuwulira enduulu ng’asaba obuyambi Poliisi ezze n’emutaasa kyokk ang’agguddwaako […]
Teri kutuuma baana yeesu
Omukyala eyatuuma omwana we amanya ga Yesu bamulagidde agamuggyeko. Kooti mu gwganga lya Kenya etegeezezza ng’erinnya lino bweriri erya Yesu yekka nga kiba kikyamu okuliwa omulala
Azimbye ku kizimbe waggulu
Abayiiya ensi eno tebaggwaawo. Omugagga ayiyizza n’azimba ekifo ekikyakalirwamu ku ntikko y’ekizimbe Ekizimbe kweyatadde ekifo kye kya myaliiro 23 Poliisi wabula emulabudde mu bwnagu okujjawo ekifo kye mu bwnagu kubanga kimenya ateeka
Kaawa gwewerabamu
Akafo akatunda ka chai mu ggwnaga lya Taiwan kaleese kaawa ng’omuntu okwerabamu. Kaawa ono asinze kujjumbirwa bavubuka abekungaanya nebagenda okumunywa era nga kyekyogerwaako kati
Anoonya za kupika mabeere
Omuwala ayagala okupika amabeere gen aye nga talina ssente asazeewo kugenda ku luguudo asabe obuyambi Christina Andrewsokuva mu Florida agamba nti akooye obubeere obutabimba Ono nno ku luguudo ayimirirako ng’ayambadde aka bulawuzi aka pinka akaliko nti nina wensula naye njagala mabeere Omuwala ono […]
Ekyenyanja kirya obusajja
Abasajja mu ggwanga lya Sweden balagiddwa okwongera okusabika obusajja bwaabwe nga bagenda okukka mu mazzi . Kino kiddiridde abakugu okugwa ku kyenyanja nga kino tekibuwomeddwa bitooke byebigwa Ekyenyanja kino kirumba basajja bokka nekibalumako ebyaabwe era nga waliwo abaluguddemu edda Abasajja nabo balabye bili bityo […]
Leila Blick atunuulidde Muwonge
Omuvuzi w’emmotoka z’empaka Leila Blick agamba nti ekigendererwa kye kikyaali kyakuvuga kutuuka ku mutindo gwa Suzan Muwonge. Muwonge ye mukyala yekka eyakawangula empaka za bannantameggwa ba Africa mu mwaka gwa 2011. Lelial muwonge ne munnakenya Helen Shiri bagenda kukwatagana n’abasajja 24 mu mpaka za […]
Omugejjo mu baana abawere
Abantu bangi bagaala nnyo okuzaala abaana abagimu naye nga ssinga kisukka, ate gayinza okufuuka amaziga Mu ggwanga lya spain ,Baby eyazaaliddwa nga wa kilo 6 buli omu kw’asizza amaaso oluvanyuma lwa nyina okumuzaala nga talongoseddwa. Omukyala omungereza ew’emyaka 40 yeeyazadde omwana ono era nga bebi […]