Abasajja abamanyi omukwano bakyaaliyo ku nsi.
Omusajja mu Dubai atutte muganzi we okugula ku bikozesebwa ewaka kyokka nga bw’atuuse mu nda n’abaka akazindaalo n’atandika okumuyimbira omuyimba bw’omukwano n’okumusuula obugambo obuwooma okukira omubisi
Nga bw’akolerako ebikolwa era ng’abantu bamaze okukungaana, omusajja ono asse ku maviivi ge n’asaba muganzi we akkirize okumufumbirwa
Wabula omusajja ono akazannyo kano kamubijjiridde muganzi we…
Meeya abadde ayogera ne munnamawulire atunudde mpwangali, munnamawulire ono bw’amweyambulidde
Omuwala ono atandise bulungi okwogera ne meeya kyokka atandise mpola okujjamu ekiteteeyi n’aleka amabeere ge nga gali mu bbanga
Omukyala ono amawulire g’akola gabadde gakwatagana ku ddembe ly’abakyala okutambuliza amabeere ebweru
Mu ggwanga lya Canada , buli nga 27 omwezi gw’omunaana, abakyala balina eddembe okutambula nga tebambadde waggulu.
Abasajja babiri mu ggwanga lya Kenya bassizza omukono ku ndagaano okuwasa omukyala omu.
Omukyala onoaludde ng’akyanga abasajja bano bombi okumala emyaka egisoba mu ena era nga yalemererwa okulonda
Sylevester Mwendwa ne Elijah Kimani bakkiriziganyizza okusula mu nju yeemu okukuza abaana beebanazaala mu mukyala ono.
Bannamateeka bagamba nti abasajja bano obufumbo bwaabwe bujja kukirizibwa mu mateeka ssinga bakizuula nti…
Mu bulamu buli muntu yetegekera embaga era nga bangi batetenkanya okukola ekisinga okuba ekirungi.
Mu ggwanga lya Bungereza, waliwo embaga emenye nemiti.
Oyinza okulowooza yabagagga fugge, naye nedda mbaga yabadikuula.
Omwami Billy Tedeski ne kabiitewe Patty Kulwicki nga bonna bakola gwabwadikuula wamma banyumiddwa embaga .
Bano bombi bambadde nga badikuula olwo nebekola obusolosolo nga abali mu ku mulimu gwaabwe…
Embeera eyongedde okutereera eri omuddusi Stephen Kiprotich
President Museveni amuwadde emmotoka ekika kya Mitsubishi Pajero n’enyumba
President era abaddusi bonna abagenda e Moscow mu gya babinyweera nabo abawadde obukadde kkumi buli omu.
N’oluguudo olugenda ku kyaalo kiprotich gy’ava lwakukolebwa n’obuyambi okuva mu banka y’ensi yonna.
President okukola bino abadde asisinkanye ekibinja ekyakiikirira Iganda mu mpaka zino mu Russia.
President agambye…
Buli omu yeeyagalira mu mulimu gwe.
Abafumbi kkumi beewaddeyo okufuna emboga eyakasinga obunene mu nsi yonna
Emboga eno bagenda kugisalsala baggyemue sowaani z’enva kkumi.
Emboga eno eyakula n’ewola yalimwa omusajja amanyiddwa nga Peter Glaze brook mu ggwnaga lya America.
Emboga eno bukyanga bagikungula nga bangi bagiraba mu ngeri yekyewuunyo nga kat bagaala kupiam okulaba oba eyinza okuliisa abantu bameka
Embwa ne Kapa bimanyikiddwa nnyo olw’obutakwagana naye nga zino zanjawulo.
Embwa erabye nga Kkapa eva olw’obutaba na musaayi yewaddeyo nebagyijjako omusaayi okutaasizza kkapa eno
KKapa eno okubeera obubi emaze kulya butwa bwa mmese era nga babadde balina okugikyuusa omusaayi okugitaasa
Abasawo banguye okujjako embwa eno omusaayi olvanyuma lw’okuzuula nti emisaayi gy’ebisolo bino gikwatagana
Ono yagejja n'awola.
Alina kilo 610.
Abadde amaze emyaka 2 nga tafuluma nyumba olw'obutesobola ng'abamuddukiridde bamenye enziji okumuyisaawo.
Enyumba ye yagizimba tanaba kugejja
Wa mu ggwanga lya Saudi Arabia
Ababaka mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga basiimye emirimu egikolwa omuddusi afuuse ensonga mu ggwanga Stephen Kiprotich.
Ono yeetabye mu lutuula ng’ababaka basiima omulimu amakula gw’akoze mu kutumbula eggwanga lya Uganda ku mutendera gw’ensi yonna
Ekiteeso ky’okusiima Kiprotich kireeteddwa minister w’ebyemizannyo,, Jessica Alupo nekiwagira omubeezi we Kamanda Bataringaya
Kiprotich yawangula emisinde gy’omutolontoko egy'ensi yonna egyaali mu Moscow Russia.
Ababaka wabula bonna…
Omusajja ow’emyaka ensanvu alongoseddwa mu bitundu bye eby’ekyaama okuggyamu fooko eyeli yayingiramu
Fooko eno gyiyite wuma ebadde eweza inch 4
Bangi beebuza yagifuna atya naye ng’agamba nti fooko eno yamuyingira ali mu kwegadanga era yasooka kukitwaala ng’eky’olusaago
Omusajja ono agamba nti yali ali mu mukwano wuma eno n’emuyingira naye teyasooka
Omusajja ono alongooseddwa abasawo basatu abamusirisizza era nga musanyufu…