Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Kisakye aziikiddwa -bakungubazi bamutenderezza

Abayimbi bakkukkulumidde abantu abababika nga tebannaba kufa Ng’ayogerera ku mukolo gw’okusabira omuyimbi Harriet Kisakye, akulira abayimbi ne bannakatemba mu ggwanga Andrew Benon Kibuuka agambye nti kino kibamalamu amaanyi n’okwongera okuwawaaza amawulire ate agatali matuufu. Yye ssabakisiritu wa eklezisa ya St Gyaviira e Bunnamwaaya, asabye abantu okwetegekera okufa nga banyikiza eddini Yye taata w’omugenzi omukulu Mukubyabyaasi,tasobodde kwogera olw’amaziga agabadde…

Read More

ababba eza MTN gubasse mu vvi

Abaali abakozi ba MTN mukaaga basingisiddwa omusango gw’okukozesa olukujjukujju okunyagulula kkampuni eno obuwumbi busatu Omulamuzi wa kkooti ekola ku gy’obukenuzi Paul Mugamba y’abasingisizza omusango oluvanyuma lw’okukakasa nti abajulizi 40 abaleetebwa oludda oluwaabi baakwatagana mu bujulizi bwaabwe Omulamuzi agambye nti akikakasizza nti abantu bano bekobaana nebabba ensimbi okuva mu akawunti ya MTN okudda ku akawunti ka Mobile mane…

Read More

Abasoba mu 130 balongoseddwa Hernia

Abalwadde ba Hernia abasoba mu 130 beebalongoseddwa mu ddwaliro lye Gombe mu nkambi emaze ssabiiti nnamba Enkambi eno etegekeddwa aba Habib Medical School of the Islamic University in Uganda n’eddwaliro lye Gombe Omusawo mu ddwaliro e Gombe  Dr Ssekitoole Badru agamba nti bataddewo enkambi eno okuyambako abantu abangi abafuna obulwadde buno ate nga bangi beeyuna basawo ba…

Read More

Okulongoosa kubulamu mu nsi yonna

Bibiri bya kusatu ku bantu bantu mu nsi yonna abeetaga okulongoosebwa tebakituukako olw’obutaba na ssente ate awalala obukugu tebumala Abazudde bino babitadde mu kitabo Lancet nga kyeyolese nti abanti abali mu bukadde beebafa olw’embeera esobola okuwonyezebwa naye kubanga tebalina ssente oba amalwaliro tegalina bukugu Mu bingi ebivaako abantu okufa naye nga bitono mwemuli abakyala abalongoosebwa nga bazaala…

Read More

Obukebera siriimu ng’oli waka buzze

Obuuma omuntu bw’asobola okukozesa okwekebera oba alina obulwadde bwa mukenenya butandise okutundibwa mu Bungereza Buno bwefananyirizaako abakyala bwebakozesa okwekebera oba bali mbuto oba nedda nga tebwetaaga ate kugenda mu byuuma birala Buno era butunuulira musaayi okwekebejjebwa okulaba oba gulimu obuwuka oba nedda Abakugu wabula bagamba nti abo abeezuula nti balina mukenenya balina okweyongerayo  mu ddwaliro okukakasa bino Abakoze akuuma…

Read More

Amazzi pulezidenti geyatongoza tegatuukanga- Kalungu

Abatuuze be Kyamuliibwa mu disitulikiti ye Kalungu ssibasanyufu n’ekyagavumenti okutongoza amazi ga payipu ku kitundu kyabwe wabula nga n’okutuusa kati tebalaba ku ttondo lya tuzzi.   Mu mwezi gwokusatu omwaka guno omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Kaguta Musevei yatongoza pulojekiti y’amazzi eno mu gombolola ye Kyamulibwa wabula nga byakoma awo amazzi teri.   Abatuuze bemulugunyizza basisinkanyemu omubaka wa palamenti ow’ekitundu kino…

Read More

Abesenza ku kibira bagobeddwa

Ekitongole ky’ebyebibira mu ggwanga kiragidde abatuuze abasoba mu 1000 abesenza ku ttaka ly’ekibira kye Kibaale okulyamuka nga olwokuna wiiki eno terunaggwako. Guno mulundi gwakubiri nga balagirwa okwamuka ettaka lino nga basooka kulagirwa kuvaawo nga August 30, 2014 wabula bannabyabufuzi nebabiyingiramu nebasigalawo. Akulira ekitongole kino mu disitulikiti ye Kibaale Charles Ariani ategezezza nga okusinga banansi b’eggwanga lya Rwanda…

Read More

Aba Sudani balumbye abe Mukono

Abatuuze mu gombolola ye  Goma naddala mu kibuga kye Seeta bali mu kutya olwabasudani  abayitirivu abeyiye mu kabuga nga n’abakulembeze baabwe twebamanyi kigenda mu maaso. Ssentebbe wa LC eyokusatu e Goma Erisa Mukasa Nkoyoyo atutegezezza nti nabo nga abakulembeze babalaba bulabi awatali kunyonyolwa kwonna kuva eri gavumenti. Abatuuze bemulugunya nga buli kintu mu kitundu bwekirinye nga ensimzi…

Read More

Sinnaba kubba ku nkalala- Mbabazi

Eyali ssabaminisita w’eggwanga  Amama Mbabazi asambazze ebigambibwa nti ab’enyumba ye bakweese olukalala okuli ba  memba b’ekibiina kya NRM . Mbabazi ne muwalawe Lina Mbabazi bazze babalumiriza okukweka olukalala luno nga kiwalirizza abakulira ekibiina kino okuddamu okuteekateeka olulala. Mbabazi agamba ssemateeka w’ekibiina kya NRM awa obukiiko bw’ebyalo obuyinza okuwandiisa ba memeba abapya sso ssi ssabawandiisi w’ekibiina oba ssentebe. Wabula…

Read More

Aba alshabaab baweddemu- Museveni

Pulezidenti Yoweri Museveni agamba waliwo obwetaavu bw’okwegatta okulwanyisa abatujju ba Alshabaab abatabuse ennaku zino Mu kiwandiiko pulezidenti ky’asindikidde emikutu gy’amawulire, agambye nti akabinja kano okutandika okulumba abantu ba bulijjo kiraga nti tekalina mulamwa Agamba nti kyenyamiza okulaba nti aba alshabaab balumba supamaketi, n’abayizi abatalina musango era nga kino akitadde ku maanyi agabaweddemu mu ggwanga lya Somalia Pulezidenti agamba…

Read More