Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Omulambo gwa Kagezi gutuuse mu maka ge- teri bannamawulire bakkiriziddwa munda

Poliisi ekyayiiriddwa mu maka g’omuwaabi wa gavumenti Joan Kagezi eyatemuddwa wali e Kiwatule. Abaserikale ba poliisi bebakuuma geeti nga era tebakkiriza munnamawulire yenna kuyingira munda.   Abamu ku baserikale abatayagadde kwatulwa manya bategezezza nga ab’enyumba bwebasabye baleme kukkiriza munnamawulire yenna munda bafune akaseera okukungubaga.   Wabula bbo abakungubazi abalala bakkirizibwa okuyingira.   Omulambo gw’omugenzi gugiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago negutwalibwa e…

Read More

Enteekateeka y’okulonda efulumya- kampeyini zitandika October

Akakiiko k’ebyokulonda  kafulumizza enteekateeka yonna ey'okulonda kw'omwaka 2016 Okuwandiisa abagenda okwesimbawo ku bukulembeze bw'eggwanga kwakubaawo nga 5th October era nga kwakumala ennaku bbiri Abanesimbawo ku bifo by'okukiika mu palamenti bbo bakuwandiisibwa nga 9th ne 10th November 2015. Okuwandiisa abanesimbawo ku bifo bya gavumenti ez'ebitundu kwakubaawo nga 19th November era kuggwe nga 23rd November 2015. Kampeyini mu butongole zitandika nga…

Read More

Amerika akungubagidde munnamateeka- aziikwa lwakuna

Gavumenti ya Amerika ezzeemu okweyama okukwatagana ne Uganda mu kulwanyisa obutujju Mu bubaka bw’eggwanga lino obw’okusaasira olw’okuttibwa kw’amyuka ssabawaabi Joan Kagezi, gavumenti ya America egambye nti tekkiririza mu bikolwa bya mivuyo kubanga bya kititiizi n’asaba abantu bonna okuvaayo okulwanyisa obutujju. Gavumenti ya Amerika era etuusizza okusaasira kwaayo eri abaana, ab’enganda n’emikwano gya Kagezi Bano bagamba nti Kagezi ajja…

Read More

Tukyazimba ebirala- Katikkiro

Katikiro wa Buganda Charles Peter ategezeza Obuganda nga bwagenda okutandikawo polojetiki endala ezikulakulanya obuganda oluvanyuma olwokumaliriza  Masengere n’amasiro ge Kasubi. Kino kidiride abantu okusaba Katikiro, Buganda ezimbe eddwaliro lyayo erigenda okujanjba abantu. Wabula Mayiga agambye nti ensonga zino obukulembeze bwe bubiriwoozako era byakukolebwa mu banga tono okuva kati. Mayiga agambye nti singa Obuganda buneyongera okuwa  ettafaali Polojekiti nyingi…

Read More

Ogw’abatujju gujulidde

Omusango gw’abateberezebwa okutega bbomu mu 2010 nebatta abasoba mu 70 ssigwakuwulirwa olwaleero. Kino kiddiridde abamakomera okutegeeza nga bwebafunye ebiragiro okuva eri kkooti obutatwala basibe bano olw’embeera eriwo. Omwogezi w’ekitongole ky’ebyamakomera Frank Baine agamba baakusisinkanmu aba kkooti enkulu okuteesa eky’okuzzaako ku nsonga y’abasibe bano. Olwaleero omujulizi wa gavumenti Mahmoud Mugisha abadde asuubirwa okwongera okuwa obujulizi. Mu  2011 Mugisha y’akkiriza omusango…

Read More

Ebya Kagezi bya mpuna- poliisi enonyereza, ababaddewo boogedde

Bannamateeka ba gavumenti baweze obutatiitiira wabula okugenda mu maaso n’omusango gw’abo abateberezebwa okutega bbomu mu kampala nezitta abantu abasoba mu 70 yadde nga munnamateeka waabwe Joan Kagezi y’atiddwa. Ssabawaabi wa gavumenti Michael Chibita agamba okufa kwa Kagezi kkonde ddene eri ekitongole ekiramuzi ssibakupondooka. Bino ssabawaabi abyogedde atuseeko mu kifo ewatiddwa omugenzi wali e Kiwatule. Omwogezi w’ekitongole ekiramuzi Erias…

Read More

Omuwaabi wa gavumenti attiddwa

Kikakasidwa nga omuwaabi wa government Joan kagezi bwatemuda ekiro kya leero ku saawa nga Bbiri bwabade ada mumakaage  agasangibwa  mubitundu  bye Najeera. Ono abamukubye amasasi bade abatambulira ku bodaboda, nga bano bamusanze kubufunvu [humps] bwe kiwaatule nebamukuba amasasi agamutidewo. Ayogerera police mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango akakasiza okutibwa kwa kagezi, natubuulira police etandise okunoonyereza kubatemu bano. Yye amyuka…

Read More

Siriimu ali mu Uganda avuluuja

Kizuliddwa nga Uganda bwekyakulembedde ku ssemazinga wa Africa mu bantu abapya abakwatibwa siriimu buli lunaku. Akulira akakiiko akalwanyisa siriimu mu ggwanga aka Uganda AIDS commission Dr. Christine Ondoa ategezezza nti mu Africa abantu kimu kyakubiri abakwatibwa siriimu bava mu Uganda. Kino akitadde ku bantu kubeera nga beegatta n’abagaalwa abasukka mu omu ssaako n’obugayavu mu kulwanyisa ekirwadde kino. Agamba…

Read More

Rubaga ekubiddwa mu mbuga z’amateeka

Waliwo omukyala akubye eddwaliro lye Rubaga mu mbuga z’amateeka ng’ayagala kusasulwa obukadde 50 okusobola okulongoosebwa Halima Hami agamba nti mu mwezi gw’okubiri mu mwaka 2014 yatandika okunywa eddagala era nga nnya  omwezi gw’omusanvu n’azaala omwana w’obulenzi Omukyala ono agamba nti wabula mu kuzaala yayulika ate omusawo n’atamutunga era nga kati bwafuukira ddala obulwadde. Omukyala ono agamba nti abasawo…

Read More

Ebya Global Fund bizzeemu

Ensonga za Global Fund zizzeemu nga kati kitegerekese nti yadde Uganda yaweebwa ssente okugula emmere y’abalwadde b’akafuba, tebafunako yadde egiiko y’emmere eno. Emmere eyabalirirwa emitwalo gya ddoola 30 yaweebwa wansi w’enkola y’okuyamba abalina akafuba n’ebigenge. Abalwadde abawerera ddala 200 baali balina okuweebwa emmere n’ebisale by’entambula ebatuusa awali eddagala erijjanjaba obulwadde buno kyokka ng’ensimbi zino tezakwatibwaako. Akulira akakiiko akalondoola…

Read More