Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

E Bukomansimbi 10 bakwatiddwa lwa tooyi

Abatwala ebyobulamu mu disitulikiti ye Bukomansimbi bakutte abantu 10 lwabutaba na kabuyonjo Bano bayooleddwa mu kikwekweto ekikoleddwa ku byaalo bisatu mu disitulikiti ye Butenga Ebyaalo ebituukiddwaako kwekuli ekye Kabigi, Meru ne Mbaale. Atwala eby’obulamu mu gombolola ye Butenga Cyprus Kipaku  agamba nti abantu bangi ku byaalo bino babadde tebalina kabuyonjo nga bakyaama mu nsiko ekivuddeko n’abamu okulwaala Kipaku agambye…

Read More

Tewali waterekebwa ddagala lya Kokoolo

Minisitule y’ebyobulamu etegeezezz nga bw’etalina w’etereka ddagala ligema kokoolo wa nabaana Kokoolo wa nabaana y’asinga okukosa abakyala mu Uganda nga buli mwaka abakyala 2,464 bafa ate abali mu 3500 nebamufuna Minisita akola ku byobujjanjabi ebisookerwaako Sarah Opendi agamba nti bakyakola ku ky’okuzimba ekifo w’okutereka eddagala lino basooke balowooza ku ky’okubeera n’eddagala lino okugema abantu. Opendi wabula asabye abantu…

Read More

Emmere enfu nyingi ku katale

Ekitongole ekivunanyizibwa ku mutindo gw’ebyamaguzi kirabudde bannayuganda ku mmere eyiseeko eri ku katale ennaku zino Akulira ekitongole kino  Ben Mayindo agamba bakizudde nti emmere elongoseddwa nepakirwa nga kwotadde n’erimirwa kuno bweyitako ennaku wabula ate netundibwa eri bannayuganda kyagamba nti kyabulabe eri obulamu bw’abantu. Manyindo era agamba abatunda emmere eno tebamanyi kugikwata bulungi okuva mu nnimiro kale bagenda…

Read More

Amateeka ku bbaala e Lwengo

Ab’ebyokwerinda mu bukiika ddyo bw’eggwanga bayisizza amateeka amakakali eri amabaala n’abazanya puulu mu disitulikiti ye Lwengo.   Aduumira poliisi mu kitundu kino  Maxwell Ogwal y’ayisizza amateeka gano mu lukiiko lw’ebyokwerinda mu disitulikiti ye Lwengo oluvanyuma lw’abatuuze okwekubira enduulu eri poliisi ku buzzi bw’emisango obususse.   Okusinziira ku batuuze abantu 3 bebakatibwa bukyanga mwaka guno gutandika nga olunwe okusinga balusonze…

Read More

Envunza zirumbye ebe Nakapiripirit

Abantu abasoba mu 800 mu disitulikiti ye  Nakapiripirit batambula babebera oluvanyuma lw’envunza okulumba ekitundu.   Ebitundu ebisinze okukosebwa kuliko  Namalu, Loregae, Kakomogole ne Nakapiripirit town council nga eno abasinga bayimba mabebere mpa ku nvunza. Oku ku bannakyewa mu by’obulamu ku kyalo  Kakomogole nga ono ye Betty Loukae agamba abaana tebakyasobola kutambula bulungi sso nga abakadde bbo okutuula kuzibu.   Ssentebe…

Read More

Ka semufu kamusse

Mu ggwanga lya argentina, omusajja eyelippye ku ka ssemufu n’awaya nako akaboozi k’ekikulu agudde eri n’afa Ka semufu kano asoose ku kakola n’akasiiga ne lipstick ku mimwa kko n’okukambaza wiivu era neyekola ekigenyi Kigambibwa okuba nti ka semufu kano kabaddemu empiso mu bigoye ebyakakoze era yeeyafumise omusajja ono ng’ali mu kikolwa n’afa

Read More

Paasika- 71 bali ku bitanda, abazaaliddwa bali bulungi

Abantu abasoba mu 71 beebali mu ddwaliro e Mulago oluvanyuma lw’okugwa ku bubenje ku lunaku lwa Easter jjo Bano bali awatuukira abayi era ng’abasinga obubenje baafunye bwa bodaboda Atwala waadi eno Marie Achakala agambye nti 21 ku bano balumbiddwa ate ng’abalala obubenje baabufunye batamidde nga nakati bakyafubutuka omusaayi Abasinga ku bantu bano tebaliiko baabwe ate nga tebasobola kwogera…

Read More

Omuliro mu kikuubo

Wabaddewo vvaawo mpitewo mu kikuubo omuliro bwegukutte ekizimbe. Omuliro guno gubadde ku kizimbe kya Jaguar okuliraana oluguudo lwe Nabugabo Kigambibwa okuba ng’omuliro guno guvudde ku masanyalaze Twogeddeko era n’akulira poliisi enziinya mooto Joseph Mugisa n'ategeeza nga bwebasobodde okutuuka amangu era omuliro nebaguzikiza mu budde

Read More

Poliisi yakuzimbibwa awattirwa Kagezi

Ssabapoliisi wa  Yuganda  Gen Kale Kaihura alagidde ekitongole kya poliisi ekikola ku by’okuzimba okuzimba  mangu ddala poliisi enakwatagana n’omuntu wabulijjo mukifo wenyini awattirwa eyali omumyuka wa ssabawaabi w’emisango gya gavumenti Joan Kagezi Kaihura okwogera bino abadde akyaddeko e Najeera okumpi ne kkanisa ya St. Mbuga awattirwa omugenzi, okwogerako n’abatuuze ku nsonga z’ebyokwerinda. Kaihura agambye  nti poliisi okusobola…

Read More

Ssabasajja ayagalizza bannayuganda paasika ennungi

Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronala Muwenda Mutebi 11 ayagaliza abagoberezi ba Christo okwetolola eggwanga lyona amazukira ga Christo ag’esanyu n’emirembe. Olunaku olw’enkya abagoberezi ba Christo bakweyiwa mu masinzizo agenjawulo, okukuza olunaku lwa pasika okujukira amazukira ga Christo oluvanyuma lwokutufirira ku musalaba. Omutanda agambye nti abakiriza balina okwetanira obumu wamu n’emirembe ngabakuza pasika. Ssabasajja era avumiridde ebikolwa eby’okutta abantu…

Read More