Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abalamuzi tebawuuse nguzi woowe

Abalamuzi bazze na nkuba mpya mu kulya enguzi Kizuliddwa nga abalamuzi kati ensimbi z’enguzi bwebazifunira ku massimu gaabwe nga bayita mu nkola ya Mobile Money.   Bino bifulumidde mu alipoota ekoleddwa ekibiina ekirwanyisa obuli bw’enguzi ekya  anti-corruption coalition Uganda nga kino abalamuzi bakilola obutabalondoola nga bwekiba nga bafunye nsimbi nkalu.   Alipoota eno kino ekitadde ku bannayuganda butamanya dembe lyabwe…

Read More

Palamenti egonze ku bannamawulire

Amyuka sipiika wa palamenti omukulu Jacob Oulanya asazizzaamu ekiragiro ekyayisiddwa nti bannamawulire abamaze emyaka etaano mu palamenti bagobweeyo Bino byabadde mu bbaluwa eyassiddwaako omukono gw’omuwandiisi wa palamenti Jane Kibirige nti eno y’engeri yokka ey’okumalawo obwa kyekubiira Bw’abadde ayogerera mu palamenti, Oulanya agambye nti ensonga eno tetesebwangako kale ng’ekiragiro tekisobola kuva mu bbanga Ono era asabye bannamawulire obutassa magezi…

Read More

Amazaalibwa g’omutanda- abalala bayambyeeko

Aba Kampuni etegeka ebivulu eya Events Warehouse ewaddeyo Cheeke  ya bukadde 35 ku kudduukirira emisinde gy’amazaalibwa ga Ssabasajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ag’emyaka 60 egy’obuto. Emisinde gino gyakubeerawo omwezi ogujja, okutandikira ku lubiri e Mengo, era nga Tikiti zitundibwa okuva mu bifo ebyenjawulo omuli e Bulange Mengo, mu maduuka ga Airtel wamu n’ebifo ebirala. Bw’abadde…

Read More

Ekiriiro kya UCHUMI kiggaddwa- Bujama

Ekitongole kya Kampala capital city authority kiggaddewo ekifo awaliirwa Uchumi supermarker esangibwa ku Garden City Obuzibu bwonna buvudde ku bujama Ekifo ekiggaddwa wewali ebiyungu n’awaliirwa emmere Amyuka omwogezi wa KCCA Robert Kalumba agambye nti aba UCHUMI babawadde ebbaluwa ezibalabula naye nga tebenyeenya kwekusalawo okubaggala Bbo abatwala UCHUMI wetwogerera nga bali mu kafubo era nga bakuvaayo nekiwandiiko akadde konna

Read More

Beeyambudde kutunda kkampuni

Mu kibuga Newyork, kkampuni ebadde ekyuusa erinnya esazeewo kukikola ng’abagikulira bonna beyambula nebasigala buswa olwo nebasimab enkalala okutunda erinnya eppya Bano banoonyezza engeri gyebayinza okutunda erinnya eppya nga tebagiraba kwekusalawo owkeyambula Wabula tebibadde byangu, anti abakozi bamaze ebbanga nga bakola exercise okusobola okulabika obulungi nga beeyambudde

Read More

Museveni etenderezza poliisi

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni awanye ekitongole kya poliisi olw’obukugu bwekyolesa ensangi zino. Bino pulezidenti y’abyogeredde ku mukolo gw’okufulumya abaserikale ba poliisi abamaze emyezi 10 nga batendekebwa ku ttendekero lya poliisi era Kablye mu disitulikiti ye Masindi. Museveni agamba nti kati poliisi esobola okukola ku misango nga bajinonyerezzaako mungeri eyekikugu nga ate balina ba ofiisa banji abasomye. General Museveni…

Read More

Abalwanirira eddembe ly’abakyala batabuse ku Rwakihembo

Abalwanirira eddembe ly’abakyala bavumiridde ekya kkooti y’amagye okuyimbula omujaasi Lance Corporal Herbert Rwakihembo. Ono y’ali asibiddwa emyaka 30 olw’okukuba abantu 3 amasasi n’abatta okwali ne mukyala we Irene Kawendeke wabula oluvanyuma neyejerezebwa mu kkooti y’amagye ejulirwamu nga era kati alya butaala. Abakyala okuba mu bibiina okuli  FIDA n’ekya CEDOVIP bagamba buno ssibwenkanya eri abafiirwa abaabwe mu butemu…

Read More

Aba Crest Foam bavuddemu omwasi

Kyaddaki abakulira ekkolero ly’emifaliso bavuddemu ekigambo ku muliro ogwakwata ekkolero lyabwe nemufiiramu abantu 6. Bano bategezezza nga eby’okuliyirira abafiiriddwa abaabwe mu muliro bwebijja okukolebwako nga alipoota ya poliisi ku muliro guno emaze okufuluma.   Mu nsisinkano gyebabaddemu ne minisita w’eby’obusubuzi  Amelia Kyambadde, akulira kampuni ya Crest Foam  Roseline Kateeba ategezezza nga nabo bwebanyoleddwa wamu olw’okufa kw’abantu bano.   Kateeba ategezezza…

Read More

Endaga butonde zikoleddwa ku ba crestfoam

Ab’enganda z’abantu omukaaga abafiiridde mu muliro ogwakutte kkampuni ya Crest Foam  bajjiddwaako omusaayi okukakasa obukwate baabwe n’abegenzi olwo basooke bafune emirambo gyaabwe Bino bibadde ku kkeberero ly’endagabutonde erisangibwa e Wandegeya Omwogezi wa poliisi Patrick Onyango agambye nti okwawukanako n’ebibadde bigambibwa nti endagabuntonde zakukolebwa bweru wa ggwanga, byonna byakukolebwa wano Onyango agambye nti basobodde okufuna ab’enganda zonna era nga…

Read More