Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Abavubuka mubasomese ku mukenenya

Abazadde basabiddwa okusomesa abaana baabwe ku bulabe bw’obulwadde bwa mukenenya ng’ennaku z’okusoma zisembera Akulira akakiiko akakola ku bulwadde bwa mukenenya Dr. Christine Ondoa agamba nti abavubuka bangi bafuna obulwadde buno kubanga baba bamanyi kitono. Ondoa agamba nti abaana balina okufuna obubaka bumu nti kiba kirungi nebeewala ensonga z’okwegadanga nga tebannafumbirwa. Alipoota eyakolebwa minisitule y’ebyobulamu eraga nti abaana okumala…

Read More

Kiruddu, Kawempe gaggwa mwaka guno

Okuddabiriza eddwaliro lye Kiruddu ne Kawempe kwakumalirizibwa omwaka guno. Atwala ebyobulamu mu KCCA, Dr. David Sseruka agamba nti amalwaliro gano gakugaziyizibwa nga gakola ku bantu abawerako era nga gakubaamu ebitanda 400. Sseruka agamba nti luli babadde bakola ku bantu emitwalo 29 kuva ebweru, nga bazaaza abakyala omutwalo gumu mu enkumi ssatu ,n’abanywa eddagala emitwalo ebiri mu kenda Sseruka…

Read More

Akakiiko akanaakola ku mazaalibwa g’omutanda kalangiriddwa

Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 alonze akakiiko k’abantu 7 akagenda okukulemberamu entekatekz z’amazalibwa ge ag’emyaka 60 egy’obuto. Amazalibwa ga Ssabasajja gakuzibwa nga 13 omwezi ogw’okuna, mu Bulange e Mengo, era Ssabasajja wakukwasibwa ekizimbe kya Masengere, ekizimbibwa mu mbirizi za Bulange. Okusinzira ku minister w’amawulire mu Bwakabaka Denis Walusimbi Ssengendo, akakiiko kano kakukulirwa minister w’enkulakulana…

Read More

Omuliro gukutte amayumba

Omuliro gukutte amayumba ku mwaalo gwe Lambu ebintu bya bukadde be bisanaawo. Amyuka atwala omwaalo guno John Kiyimba agamba nti omuliro guno gusanyizzaawo amayumba agasoba mu 20. Kiyimba agamba nti omuliro guno gwandiba nga guvudde ku sigiri erekeddwa  mu emu ku nyumba eziyidde Wabula Kiyimba agamba nti ekirungi nti tewali Muntu yenna afudde Guno mulundi gwa kubiri ng’omuliro gukwata…

Read More

Kampuni za bettingi zikaligiddwa

Gavumenti eyongezezza ensimbi ezirina okusasulwa ssente za betingi ezitandika Kati abalina kkampuni zino bakusasula obukadde 500 okuva ku bukadde 200 Kino kigendereddwaamu kulaba nti basengejja okujjamu kkampuni eziyinza okuba nga zeenonyeza byaazo. Akulira ekibiina ekirambika emizannyo gya zaala mu ggwanga Manzi Tumwine agamba nti olw’ensimbi entono zebabadde basaba, kkampuni nyingi ezenonyeza ebyaazo zibbye abantu Mu ngeri yeemu ekitongole kino…

Read More

Pioneer ekyaali bubi

Ebizibu bya kkampuni ya baasi eya Pioneer easy bus tebiggwa. Kati ab’ekisaawe kye Namboole beebagikubye mu mbuga z’amateeka lwabutasasula webasimba baasi zaawe. KKampuni eno ebanjibwa obukadde 221 ezizze zeetuuma Abe Namboole abakikiriddwa kkampuni ya Egou, Engewau Advocates egamba nti mu mwaka gwa 2012, bategeragana ne pioneer okusasula obukadde 4 buli mwezi kyokka nga basasulako omwezi gumu.

Read More

Abasiraamu abakwate- gavumenti enyonyodde

Gavumenti  enyonyodde okukwatibwa kwabamu ku bakulembeze bab’abasiramu okugenda mu maaso mu ggwanga. Abasiramu 18 bebakakwatibwa kubigambibwa nti benyigira mu kutta sheikh Abdu Kadri Muwaya ne sheikh Mustafah Bahiga abattibwa omwezi oguwedde. Minister w’obutebenkenvu mu ggwanga Muluri Mukasa agambye nti abakwatiddwa betagibwa okuyambako poliisi mu kunonyereza okugenda mu maaso. Muluuli asabaze ebyogerwa nti government egezako kunafuya, diini yabusiramu.

Read More

KCCA erumbye abakola ku by’enjigiriza

Ekitongole kya KCCA kinenyeza ministry y’ebyenjigiriza obutakola kimala okutaasa esomero lya Nabagereka primary school. Esomero lino  limenyeddwa ku makya galero bawanyondo ba kooti ngabakulembeddwamu omugagga John Bosco Muwonge eyafuna liisi ku ttaka lino okuva mu kitongole kya Uganda Land Commission. Omwogezi wa KCCA Peter Kauju agambye nti ng’ekitongole bawandikira ministry y’ebyenjigiriza kunsonga z’esomero lino, era omuwandiisi wa…

Read More

Abavuganya balumbya akakiiko akalondesa ku Busia

Abavuganya bagamba nti ekyabawanguzza e BUsia kutiisibwatiisibwa Munna NRM Stephen Ouma Wanyama yawangudde munna DP Deo Njoki Nampala wa DP mu palamenti Ssebuliba Mutumba agamba nti okukola ennongosereza mu mateeka g’okulonda kulina okubaawo okulonda kwa 2016 bwekuba nga kwakubeera kutangaavu Wabula bbo ab’akakiiko k’ebyokulonda basabazze ebyogerwa nti okulonda kwe Busia kwabaddemu emivuyo omuli okugulirira abalonzi n’okukyuusa enkalala z’abalonzi. Omwogezi…

Read More