Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Oluguudo lwakulya buwumbi

Kampala capital city authority yakusasaanya obuwumbi munaana mu kuddabiriza oluguudo lwe jjinja Yakutandikira ku kizimbe kya Kitgum house okuddabiriza okutuuka eNakawa   Okusinziira ku plan erabiddwaako, oluguudo luno lwakuyisa emmotoka ssatu omulundi gumu Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti balinze lukusa okuva eri omuwi w'amagezi eri gavumenti ku by'enkola y'emilimu

Read More

Ebbugumu lyakatta 10 mu China

Mu ggwanga lya China, ebbugumu eriyitiridde litandise okutta abantu Abantu 10 beebakafa ebbugumu lino elyakasemba okuba ery’obulabe mu myaka 140. Bannamawulire abakola eludda eyo okutegeeza ensi obuzibu bwebalina bayokyezza enyama eno nga tebakozesezza sigiri ng’omusana guno gugygyisizza Ebibuga mwenda byebsinze okukosebwa omuli n’ekikulu eky’eggwnaga Shanghai

Read More

Omupiira gw’amatikkira

Nga Buganda yetegekera emikolo gy’amatikira kulwomukaaga lwa sabiiti eno,ebimu kubikujjuko byolunaku kuliko omupiira gwebika bya Baganda wakati wa’Balangira nekika kyo’Musu mukisaawe e’Nakivubo.   Omwogezi wempaka zebika,Lwanga Kamere ategezezza nga omupiira guno bwegugenda okuzanyibwa oluvanyuma lw’emikolo emitongole  egyamatikira egigenda okubeera mu Lubiri e Mengo  kulunaku olwo. Yo team ya Balagira ezanyemu omupiira ogwomukwano ne club ya Uganda Revenue Authority…

Read More

Aweeweeta amabeere

  Omusajja omukugu ku by’okuyonsa ayolese okufiirwa  omulimu gwe oluvanyuma lw’abasajja okwemulugunya nti abadde aweweeta amabeere ga bakyala baabwe Yang Jun okuva mu masekkati ga China agaba nti okusomesa omukyala obulungi ku ngeri gy’ayonsaamu oba gyebamukebera kokoolo aba alina kuweweta ebbbere buli n’ategeera Ono era abadde aweeweeta abakyala amabeere ekibayamba okufuna amata Wabula abasajja bannanyini bakazi abakolebwaako bekyaaye nebamuloopa…

Read More

Myaka 20 be ddu nga ssabasajja alamula obuganda

Olwaleero bwegiweze emyaka amakumi abiri bukyanga sabasajja kabaka wabuganda Ronald Muwenda Mutebi ow'okubiri atuuzibwa ku namulondo. Bwali bwebuti mu mwaka gwa 1993 Ssabataka Ronald Muwenda Mutebi natuuzibwa ku namulondo wali ku kasozi naggalabi nafuuka kabaka wa Buganda okusikira kitaawe ssekabaka Edward Mutesa 2. Ebikujjukuzo byatandise na mutanda kusimba miti ku kabaka anjagala neyeyongerayo ku Kayanja ke nga…

Read More

Essomero eddala lyekalakaasizza

Abayizi be somero lya siniya erya  kidera e kamuli besuddemu julume ne bekalakaasa. Bano bokyezzan’akatale akaliranyeewo. Ekibaggye mu mbeera kuzuula nti abasomesa babadde tebawangayo nsimbi zaabwe ez'ebibuuzo by'okwegezesaamu Patrick Muwanga omu ku batuula ku kakiiko ke somero lino ategeezezza nti ensimbi ng'ensimbi zino bwebazigabidde abasomesa okweyimirizaawo kubanga babadde tebakyasobola kujja kusomesa Anenyezza nyo abayizi bano olwobutabalirira ssomero naye nasubiza…

Read More

Obwenzi mu basajja ssi buzaale

Abasajja abenda nga beekwasa nti tebasobola kwekomako ku luno eby’okuwoza bibaweddeko. Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti teri Muntu atasobola kwekomako bwegutuuka ku nyonta y’omukwano Abasaw bagamba nti abantu abasinga naddala abasajja okwenda basooka kulowooza nnyo ate abamu nebagoberera ebirowoozo ebyo nga bagaala okubissa mu nkola Abakugu okukola okunonyereza kuno nga bagaala kuzuula oba ddala waliwo abantu abazaalwa nga benzi…

Read More

Okunywa amazzi kurungi

Okunywa amazzi buli omu akimanyi nti kulungi eri obulamu naye obadde okimanyi nti okunywa amazzi ng’enyonta ekuluma nnyo kyongera okweseza obwongo Abanonyereza okuva mu Bungereza ne America bagamba nti omuntu bw’aba awulira enyonta n’anywa amazzi, obwongo bwe butandika okulowooza amangu ennyo okuva ku ssaawa eyo Bano kuzuula bino betegerezza abantu 34 nga balina emyaka 29 Abakoleddwaako kunonyereza balagddwa…

Read More

Kaawa amalako ebirowoozo

Obadde okimanyi nti okunywa ku kakaawa kiyamba okukendeeza obulabe bw’omuntu okwetta. Abanonyereza okuva mu ssomero lya Havard okuzuula bino bagezesezza ku bantu emitwalo mwenda. Ku bano emitwaalo ena babadde bakyala Abantu bano babadde banywa kakaawa okumala emyaka ena,. Kaawa ono babadde bamunyweera mu chai, mu chocolate n’eby’okunywa ebilala Kyazuuliddwa nti bano era kaawa babadde basing kumuggya mu chai. Abakugu bakizudde nti…

Read More

Okuzannyamu kirungi

Abaana abato betaaga okubeera nga babuukabuuka okukuuma emitima gyaabwe nga gikuba bulungi Abasawo bulijjo bagamba nti abaana abali wansi w’emyaka 10 balina okuzannya mu wakiri essaawa emu buli lunaku naye kati ate kizuuliddwa nti tekimala. Abakugu kati bagamba nti omwana ali wansi w’emyaka 10 alina okubuukabuukamu okumala esaawa kumpi bbiri ate nga ku zino eddakiika abiri alina…

Read More