Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Ababaka bawumuziddwa

Ababaka basatu bawumuziddwa mu palamenti Ababaka bano kuliko SSemuju Nganda, Theodre ne Odonga Otto. Bano kigambibwa okuba nga bano beeyisizza mu ngeri etasaana bwebabadde bateese ku tteeka elikugira abantu okukuba enkungaana. Babawadde ekibonerezo kya myezi esatu nga tebateesa Ababaka bano bakaligiddwa amyuuka spiika Jacob Olanya.

Read More

Buganda afunye obuyambi

Ng’enteekateeka z’amatikkira ga Ssabasajja  zigenda mu maaso, amakampuni agenjawulo gawaddeyo ebintu ebigenda okukozesebwa ku mukolo guno. Kampuni ya MTN olwaleero eyunze ekizimbe kya Twekobe ku mutimbagano gwa internet egenda okukozesebwa ku mukolo. Bo aba kampuni ya coca cola bawaddeyo soda ne box z’amazzi 5000 eri akakiiko akateesiteesi. Ssentebe w’aKakiiko kano era nga ye speaker w’olukiko Nelson Kawalya asimye…

Read More

Kokoolo osobola okumuzuula nga bukyaali

Abanonyereza bazudde enkoal enayamba abakyala okumanya nti balina kokoolo nga bukyaali Abanonyereza bano okuva mu ssomero lya National Cancer Institute mu America bagamba nti mu nkola eno omukyala asobola okumanya oba alina kokoolo w’amabeere oba owa nabaana Abakugu bano enkola eno ebaamu okukebera omusaayi ssinga enakozesebwa kijja kuyamba okukendeeza  ku bakyala abafa kokoolo kubanga kijja kuba kyangu…

Read More

Abazungu bakoze okutu

Bakagezi munnyo mu ggwanga lya America basemberedde okutonda okutu kw’omuntu Bano baludde nga beekeja nga bagezaako kulaba oba bayinz aokukola okutu kw’omuntu. Okutu kwebakoze kukyuuka bulungi ng’okw’obutonde era nga bamalirizza ddala omulimu bakakafu nti bajja kuvaayo n’okutu okuyinz aokussibwa ku mutwe ssinga aba akutuseeko ag’obuzaale oba nga bamuzadde talina

Read More

Abakyal bafunye ebbeetu okujjamu embuto

Mu ggwanga lya Ireland etteeka erigenda okuwa abakyala ebbeetu okujjamu embuto liyise Etteeka lino ligamba nti ssinga obulamu bw’omukyala bubeera mu katyabaga, aba aasobola okujjamu olubuto. Mu ngeri yeemu era  ssinga wabaawo obujulizi nti omukyala oyo tayagala lubuto olwo ng’ayinza okwetta ssinga bamukaka okulukuza era akkirizibwa okuluggyamu Omukulembeze w’eggwnaga lya Ireland, agamba nti etteeka lino amaze okulissako omukono…

Read More

Omusujja ogumenya omubiri

Mu ggwanga lya Hondrus wabaluseewo omusujja gumenya abantu omubiri nga gwakatta abnatu 16 Abantu abasoba mu mutwalo ogumu mw’enkumi ebbiri beebalina omusujja guno nga bakyagenda mu maaso n’okujjanjajibwa Omusujja guno era oluusi guvaako omuntu okuvaamu omusaayi okutuusa lw’afa. Gavumenti etegeezezza nga bw’egenda okwongera amaanyi mu kulwanyisa omusujja guno ng’eyita mu kufuuyira ensiri ezireeta omusujja guno Omusujja guno gwakoma okulumba…

Read More

Sigala mubi ku bakyala abayonsa

Abakyala abafuuweeta sigareti nga ate bayonsa gano gammwe Abakugu balabudde nti abakyala bano bali mu bulabe bw’okufa n’abaana baabwe Abakugu bano babadde boogerako eri bannamawulire wano mu kampala nga beetegekera ssabiiti enamba ey’okubangula abakyala ku kuyonsa Kino kizze nga Uganda eteekateeka okwegatta ku nsi yonna okukuza sabbiiti y'okuyonsa Dr Julius Muron okuva e Butabika agamba nti abakyala bano mu…

Read More

Ssabasajja akunze ku bulambuzi

Olwaleero lwegiweze emyaka 20 bukyanga Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi 11 atuuzibwa ku Namulondo Ssabasajja asoose kukulemberamu kawefube w’okusimba emiti ku luguudo lw akabaka anjagala nga tannasimbula maato agabadde gabbinkan ku Kayanja ke. Bw’avudde wano n;aggulawo omwoleso gw abuganda ogw’obulambuzi . Eno gy’asinzidde okubirizza abaganda okwettanira okutumbula eby’obulambuzi naddala ebiri mu bitundu byaabwe. Nga tannasimba miti, katikiro…

Read More

Omukyala asse bba lwakumukaka mukwano

Poliisi e Buikwe ekutte omukyala akubye bba emiggo egimusse . Omukyala ono Margret Nanyonga akubye bba Tonny Kazibuye oluvanyuma lw’okufuna obutakkanya Akulira poliisi ye Buikwe enonyereza ku buzzi bw’emisnago, Henry Ayebare, omukyala ono yavudde mu mbeera oluvanyuma lwa bba okumutabikira ekiro ng’ayagala mukwano Omusajja ono bwebamugaanye yagezezzaako okukozesa eryaanyi olutalo nelutandika Omukyala ono ng’olutalo lunyinyitidde yakutte omuggo gweyakubye bba…

Read More