Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Tugenda kusazaamu ebyapa

  Akakikiko akakola ku byetaka mu kampala aka kampala district land board katisizaiisiza nga bwekagenda okusazaamu ebyapa byonna ebizze bigabwa ekitongole kya kcca nga kiri wamu nakakiko kebyetaka mu uganda aka uganda land commission. Bino bigidde mu kaseera nga kooti kegye ezeewo akakiiko kebyetaka kcca keyali yagalawo nga egamba nti yevunanyizibwa ku nsoonga ze takka . Kakati yusufu…

Read More

Abe Namungoona bakyaali bubi

Abantu abaakosebwa omuliro gwe Namungoona bakyaali mu mbeera mbi. Babiri ku bbo tasuletasulewo y’ali ku mitima gy’abajjanjabi n’abalabi   Akulira eddwaliro elikola ku b’omuliro, Dr Robert Ssentongo agamba nti abantu bano ababiri ebiwundu byaabwe byamaanyi era bakyelarikiriza Ssentongo agamba nti wabula obuzibu bwebafunye bwa bakozi abatono ku bantu abayi abeetaga obujjanjabi buli kaseera Yye omusawo wa poliisi, Moses Byaruhanga agamba…

Read More

Kabaka anjagala wakufuuka kyabulambuzi

Executive director wa Kampala Jeniffer Musisi yeyamye okufuula  eky’obulambuzi oluguudo olwa Kabaka Njagala, oluli mukudabirizibwa . Jenifer Musisi okwogera bino abadde asisinkanye Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga e Bulange Mengo. Musisi agambye nti oluguudo luno lugenda kuzimbibwako ebiyitirirwa okusobola okusikiriza abalambuzi era lwakumalirizibwa mubudde. Okusinzira ku munamawulire wa Kabaka Dick Kasolo akafubo wakati wa Katikiro ne Jeniffer…

Read More

Ettemu lisusse, babiri bafu, omu ataawa

Poliisi e Nalumunye egudde ku mulambo gw’omusajja asuuliddwa mu luwonko.   Omugenzi ategerekese nga Buyondo Musisi nga mutuuze we Nankulabye mu kampala. Akulira eby’okunonyereza ku buzzi bw’emisnago e Nalumunye, Joseph Makumba agambye nti bantu ba bulijjo beebabakubidde essimu oluvanyuma lw’okugwa ku mulambo guno   Omugenzi ateberezebwa okubeera omugoba wa bodaboda kubanga asangiddwa n’ekikofiira kya ku mutwe Mu ngeri yeemu mu bitundu…

Read More

Ogwe Mamba gusaziddwaamu

Mu gyebika bya’Buganda,Omupiira wakati w’e’Mamba eya Gabunga wamu ne Kakoboza gusazidwamu olwenkayana eziri wakati webika bino byombi.   Katikiro wakika kya Gabunga Adam Kimala takiriziganya nankola eyokutongoza Kakoboza nga ekika ekyetongodde era awakanya nabakakoboza okukirizibwa okusamba emipiira gino.   Akakiiko kakutuula kawe ensalawo yaako kunsonga eno nokulaba nti ensonga zonna zigonjoolwa bulungi mu office ya Katikiro wa’Buganda.

Read More

Omwenge banaaba munaabe

Mu ggwanga lya Czech Republic abasajja banditandika okuwerekera bakyala baabwe nga bagenda okwewaamu   Kino kiddiridde wooteri emu okusaawo ekibaafu mwebawummulira nga kikubyeeko omwenge. Abaddukanya wooteri eno bagamba nti babadde balowooza nti abanakozesa ekibaafu kino bajja kukivaamu nga basanyufu kyokka nga abakakibeeramu banywa nebagangayira nebakiremera namu.   Abaddukanya woteeri bagamba nti omuntu agenda mu kibaafu kino aggwaako ebirowoozi, emisuwa gye…

Read More

Ayise ku lugwaanyu

Mu ggwanga America  omukazi awonedde watono okujibwamu ebitundu bye ebyomunda bwazuukuse nga abasawo bamubaaze batandika okubijamu. Colleen Burns41- yatwaaliddwa mu ddwaliro ku lunaku lwa sande oluvanyuma lwokumira amakerenda nagamukanula.   Oluvanyuma abasawo baategeezezza nga omukyaala ono bweyabadde omufu, olwo nebajawo ebyambe namakansi nebatandika okumubaaga. Nga tebanamaliriza nakyaala ono azibudde amaaso olwo abasawo nebibasobola. Abasawo bategeezezza nga bwebabadde bagenda okumujamu, ekibumba,…

Read More

Omukka gw’amakolero guttattana abantu

Okunoonyereza kulaze nga omukka ogufulumizibwa okuva mumakolera agenjawulo bwegongedde okutta abantu abalina emitima eminafu. Mu bungereza abaayo bakoseddwa byansusso olwebikaka bino okurwaaza abantu baayo ekirwadde kyomutima. Mu birala ebisinze okwonoona obwengula gyemikka egiva mumotoka nokusingira dala nga ziri mumugoteko.   Wano nno gavt yeggwanga lino eweze nga bwegenda okwongera okunyweeza amateeka ku makolero agavamu bikka bino.   Abantu abasoba mu mitwaalo…

Read More

Okukozesa akaweta kukendedde

Abebyobulamu mu ggwanga bakizudde nga enkozesa yakaweta mubakyaala nabaami okulongoosebwa enseke ezitwaala enkwaaso kukendedde. Okunoonyereza kuno kukoleddwa aba Marie stopes uganda nga kyekitongole ekyaaweebwa olukusa ministry yebyobulamu okusaasanya enkola ze kizaala gumba zino. Okunoonyereza kulaga nga abantu abasing bino bwebaabivaako edda era bazaala buzaazi. Eyakulidde okunoonyereza kuno Lois Nantayi agamba ekisinze okuletawo kino kwekuba nga nabantu bamanyi kitono…

Read More