Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

Omulwadde abadde yesse

  Omulwadde omulala abadde agezaako okubuuka okuva waggulu e Mulago ataasiddwa Andrew Okembo abadde abuuka okuva ku mwaliro ogw'okusatu oluvanyuma lw'okumanya nti mutabani we atunze ente ye. Mukyala we Liyada Nabirye  agamba nti bba baamukuba katayimbwa e Kamuli Kireka era nga bba yakozesezza akakisa kano okutunda ente ye gy'abadde nayo yokka. Mukyala we y'akubye enduulu oluvanyuma lw'okulaba bba ng'agezaako…

Read More

Abazirwanako basaaye ekitoogo

Abazirwanako bazinze ekitoogo kye Lubigi nebakisaawa. Wabula poliisi tebakkirizza kumaliririza kugabana midaala bw'ebakubyeemu omukka ogubalagala nebabuna emiwabo. Nga babagalidde amajambiya n’enso, abantu bano abali mu kikumi balumbye ekitoogo kino ekiri e Namungoona nebasaawa buli kimu era nga poliisi ebadde tennatuuka mu kitundu kino. Abazirwanako bano beebamu balumba ekitoogo kino omwaka guno kyokka poliisi n’ebafumuula nga nabugi ssimufungize. Olutobazi luno…

Read More

Besigye asonze ekibuga, Lukwago akyatubidde

Kyadaaki eyali akulira ekibiina kya FDc Dr Kiiza Besigye asonze ekibuga. Poliisi yakedde kusalako maka ge okumulemesa okufuluma kyokka nga oluvanyuma lw'okwogera naye basazeewo nebamuleka AKulira poliisi y'obukiikaddyom Samuel Omala ategeezezza nga Besigye bwebamugaanye okufuluma mu mmotoka mbu atambuza bigere era bw'atyo n'afuluma Wabula ate ssibweguli eri Loodi meeya akyatubiridde mu maka ge e Wakaliga. Lukwago agaaniddwa okufuluma kyokka…

Read More

Obuganda buli mu kukungubaga,Olukiiko lutudde

Obuganda buli mu kukungubagira maama wa kabaka, Namasole Rebecca Musoke Zirimbuga eyafa ssabiiti ewedde Bendera ku ofiisi za Buganda zonna zeewuubira wakati ng'akabonero akalaga okukungubaga Omwogezi wa Buganda owek. Denis Walusimbi agamba nti omugenzi wakusabirwa ku lutikko e Namirembe ku ssaawa mwenda olunaku lwaleero . Bino bizze nga 'olukiiko lwa Buganda lutuula olunaku lwaleero okuyisa ekiteeso ekisiima emirimu…

Read More

Musumba Alya Butaala

        Kooti yokuntiko muggwanga lya buyindi yejeerezza eyali minister omubeezi owensonga zebweru weggwanga Isaac Musumba. Musumba nomubaka wa  Igara eyobuvanjuba Michael Mawanda Maranga baakwatibwa mu mweezi gwokuna omwaaka guno ku bigambibwa nti baali bakozesa olukujukuju okujja obukadde bwa doola 20 okuva ku bayindi abakulira kampuni ya Videocon. Ababiri bano baakwatibwa nemunayuganda nomusuubuzi, Yakuba Mathai. Musumba ategeezezza Dembe Fm nga…

Read More

Museveni Anenyezza Abebisolo

  President Yoweri Museveni aneneyezza ab'ekitongole ekijanjaba ebisolo mu ministry y'ebyobulimi , olw'okulemererwa okuziyiza enddwadde ezisasaana mu bisolo. Mu lukungaana lw'abavunaanyizibwa okulwanyisa enkwa, President agambye nti enddwadde z'ebisolo zikyatta nyo ente ate nga kino kyavuwaza abalimi. Agambye nti abajanjabi b'ebisolo mu zi District be bateekeddwa okusomesas abantu ku bukulu bw'okugemesa ensolo zaabwe , zireme kukwatibwa nddwadde.

Read More

Lord Mayor Erias Lukwago Akwatiddwa

      Meeya wa Kampala Elias Lukwago ajja kulwawo nga yekunkumula eby'obufuzi. Poliisi emukutte era wowulirira bino nga atemeza mabega wa mitayimbwa ku kitebe kya poliisi ju Kampala. Abadde agenze mu paaka ya takisi enkadde okwekebejja embeera nga bweri oluvanyuma lw'ekikwekweto kya KCCA ekifuuza takisi ezitanasasula musolo ogwe 120,000/-. Kikakasiddwa nti Lukwago akyakuumibwa ku kitebe kya police ekya CPS

Read More

Aba Black monday bakwatiddwa

    Police ekutte Abawakanya ebikolwa by'obulyi bw'enguzi bana  nga bayita mu nteekateeka yaabwe gye baatuuma Black Monday Movt,. Bano bebamu kubakedde okulumba kitebe kya ministry evunaanyizibwa ku by'ensimbi n'okutegekera eggwanga eby'ebnfuna. Babadde baagala kulaga obutali bumativu bwabwe n'engeri omusolo gye gwayongezeddwamu ate ng'ababba ensimbi z'omuwi w'omusolo balya butaala. Abakwatiddwa kuliko  Andrew Karamagi, Leonard Okello, Micheal Kabooneka ne  Emmanuel Muwanika…

Read More

URA Etabukidde Banabyabufuzi Kubyembalirira

          Ekitongole ekiwooza kikangukidde abo bonna nadala banabyabufuzi abatandisse okwogerera embalirira ye gwanga amafuukule. Akulira ekitongole kino Allen Kagina  agamba embalirira eno siyakunyigiriza muntu yenna wabula yakubayamba okukungaanya omusolo gwebeetaga Ono agamba nti amazima gali nti emisolo egimu gireteddwa kutaasa bantu baabulijjo, gamba nga omusolo ku sigala. Agamba  obuweerezza ku bantu bwakutabulira dala bukwaku  .    

Read More

Abatomera Emitwe Beegendereze

    Abazanyi bomupiira munsi yoona abatomera enyo emitwe nga bazanya omupiira bali mu kabi kokukosebwa ku bwongo naddala nga banyuse okuzanya omupiira guno. Abakugu mu byobulamu bagamba omuntu bwatomera omutwe obwongo busesetuka era bwakikolera ebbanga edene buva mukifo ekituufu webulina okutuula olwo omuntu nafuna obuzibu. Kino kisinga kukosa bazanyi abatomerera omupiira ku ludda lwakawompo, nga  bbo abatomerera ku…

Read More