Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ali Mivule amivule

aba FDC bagaanye okukkiriza ebyavudde mu kunonyereza

Ab’ekibiina kya FDC baganye okukkiriza ebyavudde mu kunonyereza ebyalaze nga pulezidenti Museveni bw’akyaleebya abamwesimbyeko ku bwapulezidenti n’ebitundu 71%. Okunonyereza kuno kwakoleddwa olupapula lwa New Vision nga era plezidenti Museveni addirirwa munna FDC Dr.Kizza Besigye n’ebitundu 19%,  John Patrick Amama Mbabazi mu kyokusatu n’ebitundu 6% sso nga Dr Abed Bwanika  alina 1% . Omwogezi wa FDC Ibrahim Ssemujju…

Read More

Ebyuma bizze

Akakiiko k’ebyokulonda katuusizza   ebyuma 32000 bikali magezi ebigenda okweyambibibwa okwekenenya abalonzi ku lunaku lw’okusuula akalulu omwezi ogujja Ebyuuma bino byakukebera ebinkumu by’abuli omu nga era biraga ebikwata ku mulonzi na wa gyeyewandisiza era newalina  kulondera . Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda eng Badru Kigundu  agamba ebyuuma bino byakukozesebwa mu bifo webalondera 28,010  okwetolola eggwanga lyonna okwewala okubba obululu . Ebyuma…

Read More

Miya alabudde ku CHAN

File Photo:Miya nga samba omupiira Kapiteeni wa Uganda cranes  Farouk Miya alabudde abawagizi obutasuubira obutagerageranya mpaka za CECAFA zebawangula omwaka oguwedde ne za CHAN zebaggulawo olunaku olwaleero. Miya agamba empaka zino zanjawulo nga CECAFA mulimu mawanga ga East Africa gokka sso nga eza Chan babingwa bonna aba Africa mwebali.   Wabula agamba bakukola ekisoboka okulaba nga bava mu bibinja.

Read More

Temutunda kalulu

File Photo:Crispy Kaheru, Coordinator wa CEDU Abalondoola eby’okulonda mu ggwanga aba Citizens’ Coalition for Electoral Democracy balabudde bannayuganda okussa ekitiibwa mu kalulu kaabwe baleme kukatunda eri abesimbyewo ababagulirira. Avunanyiaibwa okutuuka mu bantu  Kasawuli Yasin n’ekibinja ekirala ebjiri eno bagisasanyizza babunyisa kawefube waabwe owa TOPOWA agendereddwamu okumanyisa bannayuganda ku bikwata ku kulonda n’okulwanyisa okugulirirwa. Ono ategezezza nga abasinga bwebatamanyi…

Read More

Nambooze aboola

File Photo: Nambooze ngali ne Besigye Avuganya ku ky’obukiise bwa munisipaali ye Mukono Hajat Fatuma Ndisaba ayambalidde omubaka w’ekitundu kino Betty Nambooze olw’okusosola mu bakozesa emmotoka etambuza abalwadde gyeyawaayo. Ndibasa agamba badereeva b’emmotoka eno baagala okuyamba maamawe okugenda mu ddwaliro ekyamuziirako okufa. Wabula bino byonna Nambooze ebyegaana  era alumiriza Hajat Ndibassa okuba n’omukono mu nfa ya nyina olw’okukayanira…

Read More

Malaaya abizadde

File Photo: bamalaya Poliisi ye Kisoga mu district ye Mukono eriko omusajja gwetasizza okugajambulwa abatuuze ngono kigambibwa aguzze malaaya natamusasula ate nagezaako okumubbako akasawo omubadde ssente zze obukadde 2. Bino bibadde mu Musisi Pub akaffo akasanyukirwamu, malaaya bwakubye enduulu ngomusajja adduse nakasawo ke. Abantu bamukutte nebamukuba nokumwambula nayenga tasangiddwa yadde ne 100/- ngono tabadde nakimwogerako nayenga kisubirwa mutuuze…

Read More

Ssebaggala ajulidde

File Photo: Sebagala ngali mubilowoozo Eyali meeya wa kampala AL-Hajji Nasser Ssebagala ajulidde ensala ya kkooti ku musango gweyawaaba MTN okukozesa eddoboozi lye. Sebaggala agamba nti omulamuzi yakola ensobi bweyategeeza nti ebigambo MTN byeyakozesa bweyabyogerera mu lujjudde kale nga tebakola nsobi Ssebagala yali ayagala MTN emusasule obuwumbi munaana lwakukozesa doboozi lye mu buyimba bw’essimu bw’ewa ba kasitoma  kyokka…

Read More

Ayiiridde mukazi we asidi

File Photo: Eyayilwa acidi Omusajja kalibutemu ayokezza mukyala we omwana ne mulirwana asidi bw’afunyemu obutakanya ne mukyala we olwo yye nabulawo. Emran Kaliisa ow’emyaka 30 nga musubuuzi w’omu kikuubo yayokyezza mukyala we Justine Nyamugisha atunda engatto mukatale ko owino omwana we Shamim Kemigisha ne mulirwana Zam Nalumansi nga bonna batuuze be Makindye Barracks zone. Kitegerekese nti Nyamugisha yakomyewo…

Read More

Omuyaga gubagoyezza

Omuyaga ogw’amaanyi gukubye amayumba ku mwalo e Mawaala ku Kizinga kye funve mu Gombolola ye Bubeke neguleka amayumba mangi nga gali ku ttaka. Omuyaga guno guguddewo emisana ga leero ate oluvanyuma enkuba ey’amaanyi n’etonya nga abantu bafiiriddwa ebintu byaabwe Okusinziira ku Ssentebe w’omwaalo guno Gerald Kalyango, abantu abasoba mu 20 bebakoseddwa omuyaga guno. Kalyango asabye abakulembeze ba zi…

Read More

ABa SPC bakuwandiisibwa

Poliisi evuddeyo n’enyonyola lwaki egenda kuwandiisa ba SPC emitwalo esatu mu kakaaga mu biseera by’okulonda Bano bagenda kwegatta ku baziyiza emisango abasoba mu mitwalo 11. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti aba SPC bakujjibwa mu bantu era batendekebwe mu ngeri y’okukuumamu emirembe. Enanga agamba nti aduumira poliisi waddembe okuwandiisa abakuuma ddembe ssinga abeera abeetaga. Enanga era…

Read More