Bya Shamim Nateebwa
Empologoma ya Buganda, Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, olwaleero asiimye okulabikako ngaggulawo Olukiiko lwa Buganda owlomulundi ogwa 26th.
Olukiiko lwa leero lutunuliddwa nga lwanjawulo, mu byafaayo nga Buganda ejaguza jubilee, emyaka 25 ngomutanda atudde ku Namulondo yaba-jajja be alamula.
Kabaka Mutebi wakulamusa Majaguzo, ngakabonero akokuggulawo Olukiiko.
Okusinziira ku minister webyamawulire, era omwogezi wa Buganda Owek.…
Bya Ivan Ssenabulya
Omubaka wa munsipaali ye Mukono Betty Nambooze avumiridde engeri poliisi gyesiibye nga yebulunguludde amaka ge, okumutangira aokwekalakasa kyagamba nti kubadde kulinyirira ddembe lye erimuweebwa ssemateeka.
Nambooze yabadde atagese okwekalakaasa nokugenda ku kitebbe kya munispaali ye Mukono, okuwakanya ebikwekweto ebigenda mu maaso nga bagoba abasubuzi ku mabbali gengduudo.
Ebikwekweto bino era byafiramu nomuntu eyakubwa amasanyalaze, ngataasa…
Bya Ben Jumbe.
Government etegeezeza nga bwemaze okubaga enkola egenda okugoberera mukuzza abaana abawala abaazalako mu masomero
Kino ekyama kibikuddwa minisita omubeezi akola ku by'enjigiriza eby'awansi Rosemary Sseninde akawungezi akayise bweyabadde atongoza alipoota ekwata ku ngeri abaana ba Uganda gyebaliisibwamu akakanja.
Ono agamba nti abaana abawala bangi bawanduka mu masomero nga bafunye embuto nebatafuna mukisa kudda mu masomero,…
Bya Damali Mukhaye.
Ekitongole ekya Kampala Capital City Authority kitegeezeza nga bwekigenda okutandika okugaana ebimotoka ebitambuza amafuta okwesaaza mu Kampala emisana.
Twogedeko n’akulira KCCA Jennifer Musisi, nagamba nti ebimotoka bino byabulabe eri ekibuga , nadala singa ekimotoka kino kikwata omulliro.
Ono agamba nti kumugoteko gw'ebiduka oguli mu Kampala, okutambuza amafuta kyabulabe, kale nga kirina okukoma.
Kati ono agamba nti…
Bya Damali Mukhaye.
Abasomesa ab’etendekero elya Makerere University batutegeezeza nga bwebagenda okuddamu okuwayaamu olwaleero basalewo ku kyebagenda okuzaako ku nsonga y’omusaala gwabwe government gwekyagaanye okwongeza.
Bano abeegatira mu kibiina kyabwe ekya Makerere university academic Stuff Association baali baawa government obutasukka lwa leero nga bamaze okubakwasa enyongeza yaabwe ey’obuwumbi 29M zebaludde nga babanja, oluvanyuma lw'okubawako obuwumbi 29 kwezo…
Bya Ssebuliba samuel
Government eteereddwa kuninga olw'okulemwa okutuukiza ebimu ku bisuubvizo byezze ekola.
Bwabadde asooma alipoota eyakoleddwa akakiiko akalondoola ebisuubizo bya government ,ssentebe w'akakiiko kano Hassan Kaps Fungaro yagambye nti kuluno esiira baalitadde nyo ku byasuubizibwa naddala mu by'enguudo, kko n’ebyobulamu.
Alipoota eno yalaze nti ebisuubizo 92 by'ebyaakolebwa, nga kubino, 65 byali mu nguudo kko n'okuzimba,kyoka 21 byebatuukirizibwa.
Ebusuubizo …
Bya ssebuliba Samuel .
Abatuuze mu bitundu omusinga okutukira ababundabunda nadala bano abava mu congo tutegeezeddwa nga bwebaasula ku teebukya nga batya nti akadde konna abantu bano bagenda kujja ne Ebola.
Omubaka w'ekitundu kye Kyaka South nga ono ye Jackson Karugaba Kafuuzi yabuulidde Parliament nti ekitundukye mwemuli enkambi eya Kyaka 11 omutukira ababundabunda abaakava e congo, kale…
Bya samuel ssebuliba.
Government esabye banna- uganda okuddamu okujumbira okulima emwanyi , kino kiyambe n’okwongera ku mwanyi ezitwalibwa e bunayira.
Bino bigidde mu kaseera nga Uganda etwala e bunayira ensawo ze mwanyi eziwerera dala obukadde 4, kyoka nga ekirubirirwa kyakuuweza ensawo obukadde 20 wegunaakonera omwana 2025.
Ssabaminister we gwanga Dr Ruhakana Rugunda, agamba nti banna- Uganda abawerako…
Bya Nelson Wesonga
Ababaka ba palamenti bazikubyemu makiikakiika okwaka, eri akakiiko kebyempuliziganya mu gwanga aka Uganda Communications Commission, nga gyebigweredde nga bajjeewo ekiragiro ekyali kyawera bu caada bwa airtime obwokutakula.
Mu nsisinkano ebaddewo olwaleero, ababaka bakalambidde nti bu caada obwokutakula bugwana bugende mu maaso okutundibwa nga bwebongera okutumbula, enkola zokufuna airtime mu nkola eya Easyload nenkola endala.
Ensisinkano eno…
Bya Malikh Fahad
Poliisi e Kyotera eriko omukuumi gwegalidde, olwokutta muganzi we.
Anywar Kwiinto owa Tiger security group limited kigambibwa nti yakuba Jenifer Amonding amasasi agamutta, eyali akolera mu kitongole era ekikuumi ekya Ascar security group.
Kwinto abadde yekukumye, okuviira ddala wiiki ewedde, nga yadduka Kizungu e Masaka gyeyadiza omusango neyekweka e Kyotera.
Omukwate ekyamivirako okutta kabiite we tekinamanyika.
Okusinziira…
