Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Aba DP basabye poliisi obutalaga kyekubiira mu kulonda kwe Jinja

Bya Ivan Ssenabulya Ngabesimbyewo mu kulonda kwa Jinja East bafundikira campaign olwaleero, bbo abaekibiina kya DP basabye akakiiko kebyokulonda, poliisi nebitongole byonna ebikwatibwako okuwa abalonzi omukisa okwesalierawo omukulembeze gwebagala. Omumyuka wakulira ebyamawulire mu kibiina Fred Mwesigwa agamba nti abantu batekeddwa okwesalairwo obutabasiiko Muntu ku mpaka. Kyo ekibiina kya DP mu kulonda kuno kyawagira owa FDC Paul Mwiru, nga…

Read More

Aba UBC bajulidde ku kuliyirirra Besigye obukadde 80

Bya Ruth Anderah Anderah Omukuttu gwamawulire ogwa gavumenti, Uganda Broadcasting Corporation gutaddeyo okujulira mu kooti, nga bawakanya ekyokuliwa obukadde 80 nga kooti enkulu bweyalamudde eri munna FDC Dr. Kiiza Besigye olwobutazannya bulango bwe mu campaign za 2011, songa yali abasasudde. nga 26th February wa 2018, omulamuzi wa kooti enkulu Margaret Oguli-Oumo yasingisizza UBC omusango olwa kyekubiira, bwebatazannya…

Read More

Ababaka abakyala bagala Onesmus yetonde

Bya Sam Sseabuliba Ababaka abakyala batadde ku nninga mubaka munaabwe owa Bungagizi East Onesmus Twinamatsiko okuvaayo amenyewo ebigambo bye, bweyawagidde okukuba abakyala mungeri yokubagunjula. Twinamatsiko yategezeza nti mpisa ya baddugavu okugunjula abakyala. Kati mu lutuula lwa leero luno, olukyagenda mu maaso ababaka bano nga bakulembeddwamu owa district ye Lira, Joy Atim Ongom basabye omubaka ono okwetonda. Wabula omumyuka womukubiriza…

Read More

Bafaki omukungu mu wofiisi ya ssabaminsita

Bya Ruth Anderah Omukungu mu wofiisi ya ssabaminista Bafaki Charles akwatiddwa akakiiko akanonyereza ku mivuyo gye ttaka, lwakunyomoola kakiiko kano. Ssentebbe wakaiiko omulamuzi Catherine Bamugemereire yalagidde ono akwatibwe era atwaliddwa ku police ye Wandegeya anyonyole ku ttaka erisangibwa e Kyegegwa ku maka g’ababundabunda aga Kyaka One. Bafaki akola ku byokutembenkeza abundabunda akwatiddwa lwabutayogera mazima ku ttaka eryo n’okuwa…

Read More

E kamuli abazadde n’abaana bakwatiddwa.

Bya Opio kaleb. Kamuli police ekutte  abantu 56  okuli abazadde n'abaana nga bano nga babalanze kugaana kugenda mu masomero, ko okukola obwa kirereesi. Twogedeko n’aduumira  police ye Kamuli Collins Kyasimire n'agamba nti abakwatidwa kuliko abaana 36 n'abazadde 20 nga bano bagidwa mu bitundu nga Buwanume, kasoigo, ne Bunangwe zones  nga eno gyebabade bakedde okunywera omwenge ko n'okuzannya…

Read More

Buganda yakutta omukago ne America ku byamazzi.

Bya Shamim Nateebwa.   Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu kitongole kye by'obulimi ekya BUCADEF, bwakutta omukago n'ekibiina kya Wells of Life okuva mu America n'ekigendererwa eky'okubunyisa amazzi mu bitundu bya Buganda ebyenjawulo. Katikkiro wa Buganda Charlse peter agambye ekintu ekisinze okunafuya enkulaakulana mu Uganda, ly'ebbula ly'amazzi, kale nga okujja kwabano mukisa munene. Agambye nti aba Wells of Life…

Read More

Abagenda okukuba kakuyege e jinja balabuddwa.

Bya Ben Jumbe. Akakiiko ak'ebyokulonda kalabudde abagenda okwetaba mukunonya akalulu e jinja East nga bwebagwanaokugondera amateeka gokuloda , nadala obudde kwebalina okukomaa. Kinajukirwa nti olwaleero omukulembeze we gwanga Kaguta Museveni   agenda Jinja east okunoonyeza munna NRM Igeme Nabeeta akalulu, songa ate ne Col Dr Kiiza Besigye naye agenda kubeera mutaka mu kitundu ky’ekimu okuyiggira munna FDC…

Read More

Emisango gyo’kusobya ku baana gyegisinga e Mukono

Bya Ivan Ssenabulya Omulamuzi wa kkooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi alaze obwenyamivu olwabazadde bagamba nti bagufudde mugano  okugya ensimbi muba ssedduvutto. Mutonyi agamba nti kino kigotaanya emirimu gya kooti era ewatabaawo bwenkanya. Era alabudde abazadde obutaddamu kwesigisa baana babwe muntu yenna kuba eyo gyebafunira ebizibu. Omulamuzi okutaama kyaddiridde ebikolwa eby'okukabasanya abaana batanetuuka okweyogeranga buli olukedde mu district ye…

Read More

Omusomo gwebyobusubuzi ogwa Monitor Thought leaders Forum gukubye kkoodi

Bya Ivan Ssenabulya File Photo: omwogezi omukulu Micheal Joseph Buli kyetagisa bwekiwedde wakati mu kwetegekera olukungana olwa Monitor Thought leaders Forum nga luno luleese abakugu mu byenfuna abali ku mutenedera gwensi yonna. Luno luganda kubeera ku Pearl of Africa Hoel mu Kampala ku lwokuna lwa wiiki eno. Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire, akulira monitor Publication Limited Tony Glencross agambye…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play