Bya Ruth Anderah
File Photo:Catherine Bamugemereire nga yogeera
Waliwo musiga nsimbi omuyindi Mahmood Balwahan akunyiziddwa mu kakiiko akanonyereza mu mivuyo gye ttaka lwakutwala ttaka lya gavumenti mu bukyaamu.
Ettaka eryogerwaako lisangibwa ku plot 7/9 Chwa Link Lane-Mbuya eriwerako yiika 2 nekitundu nga lyamaggye ga UPDF, saako ne lyekisaawe kya Nakasero P/S ku plot 34 A Macknon Road.
Balwahan muna…
Bya Ivan Ssenabulya
Aba FDC bategezeza nga bwebasindise ekibinja kyabantu baabwe abagenda okukuuma akululu ka Jinja East akokuddibwamu.
Bano bagamba nti betegese okukuuma obuwanguzi bwabwe.
Ssabawandiisi Wekibiina Nathan Nandala Mafabi asabye abakulembeze ba poliisi abagya, okulaga obukugu mu kulonda kuno, bewale kyekubiira.
Paul Mwiru yakwatidde FDCbendera mu kulonda okwenvunula bibya okwa 15th March.
Kino kyadrirra kooti okusazaamu okulondebwa kwa Igeme…
Bya Benjamin Jumbe
Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni asabye ebitongole ebikuuma ddembe nabantu babulijjo, okukolenga awamu okusobola okuwereza obulungi abasigadde.
Presidenti Museveni bino abyogeredde mu kulayiza minister webyokwerinda omugya Elly Tumwine mu maka gobwa presidenti Entebbe.
Presidenti Museveni alaze obwetaavu obwokuziba emiwaatwa egiri mu byokwerinda ku mulembe gwa technology.
Wano era asabye abakulira ebyokwerinda okusirikangako wakti mu bibeera bisobye,…
Bya Abubaker Kirunda.
Wano e jinja waliwo abantu 2 abafudde nga kino kidiridde okugwa mumugga kiyira.
Abafudde kuliko Bosco Mutesa ne Peter Mukuwa nga bonna batuuze Kaitabawala mu gombolola ye Mafubira wabula nakakano emirambo gyabwe teginagibwayo.
Omu kuberabideko nga bano bagwayo Margret Nalubega agamba nti bano akaato kebabade bakozesa okuvuba empewo ekafuye okukakana nga badudeyo.
Bya Mbogo Sadata.
Police e Buwama eriko omusawo ow'ekinnansi gw'ekutte n'eggalira lwakuzaala abaana 2 mu mwanawe gwazira.
Musajja mukulu ono ow'emyaka 60 okukwatibwa, kiddiridde ssentebe w'ekyalo Kanaani Ssemuju Robert okutemya ku police nga omukwate bw'abadde yakazaala mu muwalawe ow'emyaka 20 gyoka baana okuli ow'emyaka ebiri n'ekitundu n'owena.
Kigambibwa nti ono abadde yayawukana ne mukyalawe emyaka egiri eyo mu…
Bya Ritah Kemigisa.
Police wano e Ntebe ekutte abagwira babiri nga bano kigambibwa nti babade bakukusa enjaga okugitwa ebweru we gwanga.
Bwabade ayogerako ne banamawulire, ayogerera Police ye gwanga Emilian Kayima agambye nti abakwatidwa kuliko Laudato Nassimo ow'emyaka 37 munansi wa a Italy ne Antonio Manue ow'emyaka 64 munansi wa Portugal.
Kayima agamba nti Nassimo yaakwatidwa ne kilo…
Bya Ssenabulya Ivan.
Abakulu mu kibiina kya FDC bategeezeza nga bwebategese okutwala Gen kale kayihura nga bamulanga kuboononera bintu.
Bano bagamba nti nga okulonda kwa 2016 kuwedde, baali bategese ekifo eky’okubaliramu obululu wali e Najanankimbi, kyoka Kayihura n’aduumira basajjjabe okwali omugenzi Andrew Felix Kaweesi ne Asuma Mugyenyi okulumba ekifo kino okukakana nga ebintu by'abuwmbi nga butaano …
Bya Magembe Ssabiti.
Abatuuze mu Zooni ya Katogo mu kibuga Mubende baliko omuvubuka gwebakubye emiggo egimusse bwebamukute lubona nga amenya enyumba abbe.
Atiddwa tategerekese manya, wabula nga police omulambo egujewo negutwalibwa mu dwaliro e Mubende okwekebejebwa.
Mungeri yeemu era Mubende police eri kumuyiggo gw'abatemu abakakanye ku musajja nebamutema ebiso ebimusse.
Ettemu lino libadde ku kyalo Mugungulu mu gombolola ye…
Bya samuel Ssebuliba
Wano e Kisoro Police ekutte abantu 3 nga bano ebalanze kufumbiza mwana wa myaka 16 nga taneetuka.
Abakwatidwa kuliko omugole omusajja wa myaka 19,taata w’omuwala ko ne maama w’omuwala nga bano batuuze mu gombolola ye Nyondo -Kisoro district.
Elli matte nga ono yaayogerera police yeeno agamba nti bano babade bamaze emyazi 5 nga bafumbiriganwa mu…
MUKONO
Bya Ivan Ssenabulya
Omulamuzi wa kooti enkulu e Mukono Margret Mutonyi aliko omusajja gwasibye amayisa oluvanyuma lwokukkiriza omusango nti ddala yakabasanya ebbujje ery'emyaka 2.
Musa Mulo owemyaka 69 nga Imam ku muzikiti gw'e Kibubbu mu munisipaali eye Lugazi mu district ye Buikwe yagenda okumala obulamu bwe bwonna mu kkomera.
Omusajja ono akirizza nti yasobya ku mwana wa mulirwana mu…
