Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Eyasiiga omwana siriimu asibiddwa

Bya Damali Mukhaye   Omuwala ow'e myaka 18 agambibwa okusiiga omwana wa mukamawe akawuka aka mukenenya kooti  emukalize ku kibonerezo kya myaka 3 mu komera. Omuwala akaligiddwa ye Jemima Nasifa atera okweyita Tumukunde Zainanbu , nga ono okusibwa asoose kukiriza musango mu maaso gomulamuzi wa koot eya City Hall Beatrice Kainza. Obujulizi obuleetedwa omuwaabi wa government Jackie Kyansimire bulaze…

Read More

Okusomesa olw’egulo kuyimiriziddwa e makerere.

  Bya Damalie Mukhaye. Tukitegedeko nga Makerere universty   bweyimirizza  okusoma okw’olwegulo mu somero ely’ebyamateeka, nga kino kivudde kubasomesa abeebuzabuza buli kadde. Ekiwandiiko kyetufunye  okuva e Makerere, kiraze nga  olukiiko olutwala etendekero bwerwakanyiza okugira nga luyimiriza  okusomesa mu budde buno bwebakizudde nti kati abasomesa bagufudde muze okwebuzabuza, kale nga beetaga akadde okwetereza kino kwekiva. Twogedeko n'ayogerera esomero lino ely'ebyamateeka Harriet…

Read More

Okunsunsulamu abaana abagenda mu S1 kugenda mu maaso.

Bya Damalie Mukhaye.   Wetwogerera  nga ministry ekola ku by’enjigiriza  etandika okusunsulamu abaaana abagenda kwegatta ku senior esooka nga guno omukolo guli wano e UMA show grounds. Agavaayo galaga nga  amasomero agasinga nadala ganansangwa bwegalemedde kubonero bwegaaliko omwaka oguwedde Wabula kino kiyinza  okukendeeza ku baana abagenda okwegatta ku masomero nga gano, kubanga ebyava mu bibuuzo bino ebya p7 byalaga…

Read More

Aba NRM e Lubaga baagala kugoba Abdul Kitatta.

Bya Damali Mukhaye.   Ate Oluvanyuma lw’okukwatibwa kwa Ssentebe wa NRM e Rubanga era akulira  Bodaboda 2010 Abdul Kittta, bbo banna-NRM e Rubaga baagala kutandika kaweewefube wakumujjamu bwesige. Kinajukirwa nti omukulu ono yakwatiddwa amagye ge gwanga kubigambibwa nti alina akakwate kubutemu obuzze bukolebwa mu gwanga. Twogedeko ne Ronald Ssengozi  nga ono ye ssentebe w’abavubuka e Rubaga n'agamba nti  ono…

Read More

Abaana mukaaga abataneetuka mukaaga bazulidwa nga bali mu bufumbo.

Bya Sadat Mbogo.   Police mu ggombolola y'e Kituntu e Mpigi eriko abasajja mukaaga bassedduvutto beekutte nga bano bateeberezebwa kukabasanya abawala abatanneetuuka. Akulira police y'e Kituntu, Rose Naggayi ategeezezza nga bano omukaaga bwebaakwatiddwa olunaku lumu olw'eggulo okuva mu bitundu eby’enjawulo mu ggombolola y'e Kituntu. Mu bawala abaleeteddwa ku police okwongera okuwa obujulizi mw'emubadde n'akawala ak'emyaka 12 Kyokka nga kabadde…

Read More

Emotoka ezikozesa enamba engwira zakukwatibwa .

Bya samuel ssebuliba. Ekitongole ekiwooza ky'omusolo  kitegeezeza nga bwekitagenda kukoma kuyigga motoka ezirudde nga z'ebalama okuwa omusolo mu uganda. Bino webigidde nga akawungezi akayise ekitongole kino kyakategeeza nga bwekikutte emotoka 52, nga zino zibadde zikozesa enamba engwira, kyoka nga zisusizza emyezi 3 mu gwanga nga bwekiragibwa mu mateeka. Kati twogedeko ne Ian Lumanyika nga ono yayogerera ekitongole kino…

Read More

Abateberezebwa okutta Kaweesi bakomawo mu kooti.

Bya Ruth Anderah. Bwetugendako mu kooti, abasajja 6 abateberezebwa  okwetaba mukutta eyali ayogerera police ye gwanga Andrew Felix Kaweesi lw'ebagenda okuzibwa mu kooti basomerwe emisango egy’obujju. Bano leero bali mu  maaso g’omulamuzi w’e daala erisooka e Nakawa Noah Sajjabi okumanya police weetuse mu kunonyereza ku musango gwabwe. Kati olunaku olwaleero,  omuwawabi wa government asuubirwa okuleeta obujulizi obulaga nti…

Read More

President akyalemedde ku ky’okuteeka abantu ku kalabba.

Bya ben Jumbe . Omukulembezze we gwanga Yoweri Museveni azzemu okukuggumiza nga bwagenda   okussa  omukono kubiwandiiko ebyokuteeka abantu kubulabba. Kinajjukirwa nti omukulembezze w'egwanga bweyali afulumya abasirikale wali e luzira yategezza nga bwagenda okuddamu okussa omukono ku biwandiiko by'abasibe abamu nga agamba  nti kino kyakukendezza kubuzzi bw'emisango mu gwanga . Kati bwabadde  agulawo olukugana lw'abalamuzi olw'omwaka guno wali ku…

Read More

FDC eyagala Gen kayihura anonyerezebweko.

Bya samuel ssebuliba. Ekibiina  ekya FDC kyagala okunonyereza okwamangu kukolebwe  okuzuuula enkolagana ya Boda-boda 2010  ne ssabapolice Gen kale kaihura. Bano webaviirideyo nga Abdul Kitata  afuuse amawulire agali mubuli kasonda ka gwanga, oluvanyuma lwamagye okumukwata nga kigambibwa nti yandiba nga y'abadde aduumira amagye ge gwanga. Bwabadde ayogerako ne banamwulire wali e Najjananambi, ayogerera ekibiina kino -Ibrahim Semujju…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play