Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omukazi asowaganye ne mukwano gwe neyeyambula

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze bomu Kiwanga mu gombolola ye Goma e Mukono, berabidde katemba omukazi bwalumbye mukyala munne gweyalekera abaana okubamulabirirako, natandika okuwemula nokumweyambulira. Omukazi ono kigambibwa babadde nenkolagana ngasindiokiora mukwano gwe ensimbi, wabulanga kigambibwa entabwe yavudde ku kukukitegeera nti ate ensimbi abadde airya. Ssentebbe we kyalo Charles Lugolobi ayitiddwa bukubilire okutawluza enkayana. Wabula abatuuze bavumiridde ekikolwa kyokuyombagananga mu lujudde…

Read More

Ababadde bagala oubagabira ebya Nakumati poliisi ebagalidde

Bya Damalie Mukhaye Police ye Kasangati eriko abavubuka 12 begalaidde, ababadde balumbye ku kizmbe awaali ssemadduuka wa Nakumati nga bagamba nti ekibiina kyamawanga amagatte kyalangiridde nti bagenda kubawa ebimu ku byamaguzi byebawo ku bwerere. Amyuka omwogezi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Lule Owoyesigyire, agam,bye nti abavubuka bano babadde batanudde okukola effujjo nokwonoona ebintu, poliisi kwebatekako obuyongoga. Abavubuka bano…

Read More

Lugazi akyuma ekivundu

Bya Ivan Ssenabulya Abatuuze mu Kabuga ke Lugazi bakubye omulanga batasibwe ku kivundu ekiri mu kitundu, nokutya nti bandibuuka ne ndwadde ezobuligo. Bagamba nti kasasiro asukiridde mu bitundu bye Nakazadde, Namengo nawalala, ngabavunayizbwa ku kasasiro tebakyamuyoola. Bagala abakulembeze babayambe. Wabula ssentebe we ggombolola ymasekati ga Lugazi  Steven Mpiima  akitadde ku bakulu aba muniapaali bagamba nti tebabawa mmotoka ezokuyoola kasasiro.

Read More

Gwebasanze abba namba pulaati ye mmotoka alula

Bya Shamim Nateebwa Omuvubuka awonedde watono okutibwa oluvanyuma lwokumukwata ngabba number pulate ye mmotoka. Moses Ssendawula atemera mugyobukulu 27 yawonedde awatono okutibwa abatuuze bwebamusanze lubona ngajikutulako. Ono oluvanyuma lwokumuyisaamu ensambagere atutte ababtyuze nabasirikale ba poliisi mu nsiko gyabadde azikweeka. Ono abadde kigambibwa nti yakayimbulwa mu kkomera ku misango gyobubbi. Ono aguddwako omusango gwa bubbi ku fayiro 06\08\10\2017.

Read More

Omulabirizi we Mityana alabudde ku kujja ekkomo ku myaka

Bya Magembe Ssabiiti Omulabirizi e Mityana Dr Stephen Kazimba Mugalu asabye ababaka ba palamenti okubeera abegendereza nga bakyusa ssemateeka we gwanga naddala akawayiro 102/b akalubiridde okujja ekkomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga 75. Omulabirizi Kazimba Mugalu asinzidde mu busabadinconi bwe Kasenyi mu busumba bwa Kirungi e Mubende bwabadde alambula emirimu egikolebwa abakulisitayo, nasaba nti abantu babulijjo bagwana okwebuzibwako ekimala. Kunsonga…

Read More

Entiisa omutuuze afiridde mu kinabiro

Bya Shamim Nateebwa Entiisa ebutikidde abatuuze be Kawanda e Kirinyabigo mutuuze munaabwe bwasangidwa nga yafiridde mu kinabiro. Omugenzi ategerekesse nga Charles Lukenge owemyaka 56 nga kiteberezebwa yagudde mu kinabiro nafirawo. Aboluganda lwomugenzi nga abakulembedwamu mutabani we Wasswa Lukenge bategezezza ngomugezi bwabadde nekirwadde kya puleesa ekiteberezebwa nti kyekyamulumbye okumukuba nafa. Police ye Kawanda yekebezze omulambo oluvanyuma nekirizza guzikibwe.

Read More

Omusirikale akwatiddwa lwakusobya ku musibe

Bya Malikh Fahad Police ye Ntusi mu district ye Sembabule eriko omusirikal waayo gwegalidde wa myaka 35 nga kigambibwa yakidde omusibe namukaka omukwano. Moses Ntegere ngakolera ku poliis ye Ntusi yakwatiddwa. Okunonyereza kwa poliis kulaga nti omusirkale ono yalumbye, akaddukulu kabasibe abakazi naggulawo nasobya ku mukazi ono eyabadde akwatiddwa, ku misango gyokukuba mulirwana we. Atwala poliisi ye Ntusi, George…

Read More

Omukazi bamugobye ku kyalo lwa bulogo

Bya  Abubaker Kirunda E Jinja waliwo omukazi wa myaka 56 agobedwa ku kyalo nga ono bamulanze kubeera mulogo. Nabirye Mpoya  nga mutuuze we Kanyabutiti- yagobeddwa nga  ono kigambibwa nti aludde ngaloga abantu nebagwa eddalu. Ono okugobwa asoose kusimbibwa mu kooti yekyalo ekubirizidwa ssentebe we gombolola ye Budondo, Ayoub Wabika , ngono asoose kumutaasa kubatuuze ababade baagala okumutta Kati bano…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play