Bya Ruth Anderah
Sheik Yunusu kamoga eyali akulira ekiwayi kyaba- Tabliq adukidde mu kooti nga ayagala ayimbulwe awoze nga ava bweru wa komera, nga bwalinda ensala ya kooti ejulirirwamu gyeyateeka omusango mwawakanyiza ekibonerezi eky’okusibwa amayisa ekyamuweebwa kooti ewozesa egyanagomola.
Ono nga ayita mubanamateeka be aba Muwema and company advocates, agamba nti akadiye mu myaka, kubanga awezeza 60,…
Bya Malikh Fahd
Poliiisi e Kyotera eriko omusirikale waayo gwegalidde ga kigambibwa yayambyeko omusibe okutoloka.
Zam Nambooze nagbadde musirikale ku poliisi ye Kyotera akwatiddwa nga kigambibwa nti yayambyeko amyuka CAO, Yasin Mayanja okutolokokuva mu kaddukulu.
Okunonyereza kwa poliisi kulaga nti Nambooze eyabadde alina okukuuma, yebulankanyizza natajja ku mulimu ekyawadde omusibe ekyanya okudduka.
Mayanja amyuka akulira emirimu gya gavumenti, avunanibwa…
Bya Isaac Otwii
Abaana 140 abewandiisa okukola ebigezo byekyomusanvu ebyakamalirizo mu distrct ye Lira tebalabikako okuviira ddala olusoma olwokusattu luno lutandika nga 18 September.
Alipoota zino zanjuddwa eri olukiiko lwa district akulira emirimu gya gavumenti, George Okello bwategezezza nti buli mwaka, omuwendo gwabaana abewandiisa tebajja okutuula ebigezo gulinnya.
Okello anokoddeyo abawala okuwanduka mu masomero nembutto, nabamu okufumbirwa nga tebanatuuka…
Bya samuel sebuliba
Mu Kenya ebibiina ebirwanirizi by’edembe ly’obuntu bifulumizza alipoota nga eno eraze nga Police bweyakatta abantu abasoba mu 33 okuviira dala mu kulonda kwa nga 8th August.
Alipoota eno ekoleddwa ebibiina okubadde Amnesty International ne Human Rights Watch eraze nga abantu bwebazze battibwa , nga abasinga kubano beebo abateberezebwa okuwakanya government efuga.
Ekiwandiiko kino eky’eamiko 37…
Bya Abubaker Kirunda.
Police mu gomboolola ye Buyengo wano e Jinja ekutte omukazi wa myaka 24 nga ono alangibwa gwakubba mwana wa myezi mukaaga.
Omukwate ategerekese nga Justine Nabirye omuyizi we Buyengo.
Akulira police yeeno Joseph Ojuka agambye nti ono Police egenze okutuuka nga abatuuze bagenda kumutta
Kati ono akadde konna wakutwalibwa mumbuga z’amateeka abitebye.
Bya Damalie Mukhay.
Banakibiina kya FDC bategeezeza nga bwebaganda okutukiza enkola ey’okusabira egwanga buli lwakubiri nga beegayirira omutonzi ataase egwanga okuva mu mikono gyabo abaagala okukwata ku ssemateeka.
Amyuka omwogezi wa FDC Paul Mwiru agambye nti ekigenda mu maaso mutawaana munene ogugudde eri egwanga,kale nga gwetaga kusabira
Ono agambye nti ku nsonga eno tebeetaga lukusa lwa Police, kubanga…
Bya Ivan Ssenabulya
Obwakabaka bwa Buganda buvudeyo okulabula Parliament nga bwetwagwana kupapa kukyusa mu ssemateeka wa uganda nga bajja ekomo ku myaka gyomukulemeneze we gwanga okujjako nga bamaze kwebuza kubanna- uganda.
Kuno okulabulwa kukoleddwa Katikiro wa Buganda owek.Charles Peter Mayiga era munamateeka omutendeke bwabadde ayogerera mu lukiiko lwa Buganda olutudde amakya ga leero mu bulange mengo.
Ono agamba…
Bya shamim Nateebwa.
Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga avumiridde eky’omukulembeze we gwanga Yoweri kaguta Museveni okutandika okutisatiisa abantu abawakanya eky’okukyusa mu teeka ly’ebyeta.
Kinajukirwa nti gyebuvudeko bweyali asomesa abantu obulungi bw’okukiriza government okukozesa etaka ly’omuntu nga temaze nakumuliyirira, president yagamba nti abawakanya enkola eno agenda kubakangavula kubanga bawudiisa egwanga.
Kati ono agamba nti president akirize buli alina…
Bya samuel ssebuliba .
Katikiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asiimye abaganda ku mitendera gyonna abafudeyo okutuukiriza enkola eya luwalo lwaffe.
Bwabadde ayogerera mu lutula lwa Buganda olw’omulundi ogw’okubiri mu mwaka guno ogwa 25 , katikiro agambye nti amasaza, kko n’emiruka mingi gijumbidde okuuwaayo eri obuganda mungeri eyakyeyagalire, kyagambye nti eno yenkola egwana.
Ono agambye nti abaganda bonna…
Bya Shamim Nanteebwa
Olunaku olwaleero olukiiko lwa Buganda luganda kudamu okutuula okuteesa ku nsonga ezizimba egwanga- Buganda.
Kinajjukirwa nti olukiiko olwasembayo okutuula lwaliwo mu mwezi ogw’omunaana n’eruteesa ku byayogerwa ssabasajja kabaka nga aggulawo olukiiko lwa Buganda olw’omulundi ogwa 25.
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II mu bubakabwe, yasaba abakiise b'olukiiko okulondoola emirimu egikolebwa mu bitongole by'obwakabaka eby’enjawulo, era…
