Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Omusango gwaba DP teguigenze mu maaso olwakediimo kaba puliida

Bya Ruth Anderah Okuwulira omusango gwabana DP babiri abavunanibwa okukungaana mungeri emenya amateeka, nga bawakanya okujja ekkomo ku myka agyomukulembez ewe gwanga, tekugenze mu maaso, mu maaso gomulamuzi we ddaala erisooka erya Buganda Road Joan Aciro. Hakeem Kiiza ne Moses Mboowa amanyiddwa nga Chief Mboowa, bebabadde abakulabikako mu maaso gomulamuzi. Omusango gwabwe gwongezeddwayo, oluvanyuma lwakediimo kabawaabi ba gavumenti…

Read More

1000 bebagenda okulondoola ebigezo bya S4

Bya Damalie Mukhaye Ekitongole kyebigezo ekya Uganda national examination board kyakusindika abantu 1000 okukuuma ebigezo bya S4 ebyakamalirizo, ebitandika ku Bbalaza. Bwabadde ayogera ne banamwulire ku kitebbe kyekitogole e Ntinda, ssabwandiisi wa UNEB Dan Odongo nti bali bulindaala okulwanyisa okukoppa ebigezo. Abayizi abasoba mu mitwalo 32 bebagenda okutuula ebigezo bino mu biffo 3,568 okwetoola egqwanga. Ebigezo bino bitandika ku…

Read More

Abe Mukono baleese obuuma obupima ebirekaana

Bya Ivan Ssenabulya Abobuyinza mu muniapaali eye Mukono bategezeza nti bafunye obuuma obugenda okupimanga ebirekaana mu kibuga. Mayor we Mukono George Fred Kagimu ategezezza nti ebikeesa byendingo byonna sssi byakukirizibwa okusukka essaawa  omukaaga. Ate abasaba ekiro nabo ssibakukirizibwanga okusukka essaawa omukaaga, atenga abalanga ebindongo nebivvulu tebajja kukirizibwa kubeera okumpi namasomero yadde amalwaliro. Agambye nti kino kigendereddwamu okufuula Mukono ekibuga…

Read More

Abateberezebwa okutta Kaweesi bawereddwa obukadde kinaana.

Bya Ruth Anderah.   Kooti enkulu mu Kampala eragidde gavumenti okuliwa obukadde 80 eri abantu 22 abakwatibwa ku by’ekuusa ku kutemula eyali omwogezi wa poliisi Andrew Felix Kaweesi olw’okubatulugunya okw’abatusibwako. Kuno okusalawo kukoleddwa omulamuzi Margaret Oguli-Oumo, oluvanyuma lw’obujulizi obuleetedwa nga bulaga nga bano bwebaakubwa nga bali e Nalufenya. Omulamuzi enamulaye agyesigamizza ku alipoota y’ekitongole ky’obwanakyeewa ekya African Centre for…

Read More

Omuvubuka ssse munne lwa nsimbi.

Bya Magembe Ssabiiti. Mubende :Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lugala mu gombolola y’eKitenga mu Mubende disitulikiti ,omuvubuka bw’akubye munne akakumbi ku mutwe n’amutta nga ensonga ya nsimbi. Omugenzi ategerekeseeko lya Yowana nga bano babadde baakajja ku kyalo kino okupakasa kyoka bwebakayanidde emitwalo ekumi nogumu zebaafunye, ono kwekukuba munne n’amutta Omuddumizi wa police eMubende Byaruhanga Patrick ategezeezza nga police…

Read More

Ebibuuzo bya siniya ey’okuna bitandika ku mande.

By Damalie Mukhaye . Oyo ye prof.Odong. E kitongole ekikola ku by’ebibuzo  ekya UNEB kitegeezeza  nga abaana abagenda okukola ebibuuzo ku mutendera gwa Siniya ey'okuna bwebagenda okutandika ebibuuzo byabwe ku Mande  sabiiti egya, wabula nga okubanyonyola by’ebalina okugoberera kutandika nkya. Bwabade ayogerako ne banamawulire, ssabawandiisi wa  UNEB  Prof.Dan Odongo  agambye nti ebibuuzo bino bigenda kuggwa nga 20th November…

Read More

Ab’e Makerere bavumiridde eky’okwebuuza ku bago ly’eteeka ku myaka.

Bya Ritah Kemigisa. Abasomesa  ku tendekro ekulu ely’e Makerere bavudeyo nebavumirira ekya government okuteeka ensimbi enyingi mu by’okwebuuza ku by’ebago lyeteeka  ku myaka gy’omukulembeze we gwanga,nga bagamba nti kuno kudiibuda. Bwabadde ayogerako ne banamawulire, akulira ekibiine ekitaba abasomesa bano Dr. Muhammad Kigundu  agambye nti egwange terinatuuka mu katuubagiro ka ssemateeka, kale nga okupapa, kko n’okwonona…

Read More

Omwezi gwa Kokolo no’mulanga abantu okwekebeza

Bya Ivan Ssenabulya Monitor Publications Limited yakugenda mu maaso okukola emikago nabantu ssekinoomu oba amakampuni okudizza kuba kasitoma baabwe. Obweyamu buno bujidde mu mwezi guno ogwa October, ogwokumanyisa abantu ku kirwadde ekya kokolo. Dembe FM 90.4, wansi wa Monitor tukyazizza Prof Moses Galukande okuva ku ttendekero lya College of Health Sciences e Makerere, nabangula abawuliriza ku birwadde byamabeere…

Read More

Hon. Rapheal Magyezi embeera emukalubiridde.

Bya samuel ssebuliba. Omubaka Rapheal magyezi nga ayogera. Omubaka we Igara West Raphael Magyezi eyaleeta ebago ly’eteeka  ery’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga  agamba nti embeera emukaluubiridde anti abantu bamukana ensimbi. Amawulire agatali makakase galaga nga omwami ono bweyaweebwa obukadde 600 nga akasiiimo olw’okuleeta ebago lino, newankubadde ye abyegaana. Kati Magyezi agamba nti embeera emukalubiridde, buli amulabako yeetaga…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play