Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Author page: Ivan Ssenabulya issenabulya

Minister awagidde enkola ya Police

Bya Franklin Draku     Minister akola ku nsonga z’omunda mu gwanga omukulu Obiga Kania  avudeyo n’awagira ekya Police okukozesa amaanyi nga egumbulula abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze . Ono agamba nti olumu Police ewalirizibwa okukozesa maanyi amangi okukakanya abantu nga bano, nadala nga bayise webandikomye. Minister alabudde nti abantu tebasuubira nti bagenda kukozesa akakisa kano okokwebuza kubanna-uganda,…

Read More

Babiri bafiridde mu kanyolagano e Rukungiri

Bya Damalie Mukhaye Abantu babiri kiterezebwa okuba nti bebafiridde mu kanyolagano akagenmda mu maaso wakati wa poliisi nabawgaizi ba FDC. Kitegzeddwa nti Patrick Amuriat Oboi olwaleero abadde agenze Rukungiri wakati mu kunoonya akaulu akentebe yekiiina. Amuriat abadde awereddwako Dr. Kiiza Besigye wabula ensasagge etanadise, poliisi bwebadde etangira bano obutagenda mu kisaawe awabadde wategekeddwa olukungaana luno. Poliisi ewandagazza amasasi mu…

Read More

Akulira ebyokulonda mu Kenya akawangamudde nti okulonda tekujja kubeera kwamazima

Bya Sam Ssebulibwa Akulira ebyokulonda mu gwanga lya Kenya, Wafula Chebukati akawangamudde nti mu mbeera genda mu maaso mu gwanga nga nobukulembez ebwakakiiko ke bweyawuddemu kyandibeera ekizbu okutegeka okulonda kwa bonna okwamazima nobwenkanya, okusubirwa nga October 26. Chebukati abadde ayogera ne banamwulire ku kulekulira kwomu kuba komisona. Bino byebimu ku bibadde mu buka abwe bwasomye okuva mu kiwandiiko…

Read More

Omukulembeze we gwanga akolimidde abawakanya okujja ekkomo ku myaka

Bya BILL OKETCH Omukulembeze we gwanga Yoweri Museveni alabudde abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga nti katonda abalaba, era bagenda kubonabona emisana n’ekiro. Bwabadde ayogerako n’abantu e Lango, president agambye nti  okujja ekomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga kyaletebwa mu bulungi, era nga kyakugasa egwanga, kalenga yenna akiwakanya, abanga awakanya entekakateeka za katonda. Ku nsonga y’okukyusa…

Read More

Poliisi eweze Bobie Wine kuyimba mu bivvulu

Bya Damalie Mukhaye Police eweze omubaka wa Kyandodo East mu palamenti Robert Kyagulanyi Ssentamu, amanyiddwa nga Bobi Wine obutaddamu kuyimba ku kivvulu kyonna okutuusa lwanakomya okukozesa ebivvulu bye mu byobufuzi, naddala okuwakanya okujja ekkomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga. Bwabadde ayogerko naffe, ku kiragiro ekiyisiddwa omuddumizi wa poliisi mu Kampala nemiriraano Frank Mwesigwa agambye nti…

Read More

Aba Betway bakugamba nti bagabudde

Bya Musasi Waffe Wenenyanga wekka, ssinga olemererwa okutebereza ttiimu yo ngesamba. Ebyokusubwa okutebereza ku mipiira bikomya, ngaba Betway; bakutegeeza nti kati saobola nokutebereza ku mupiira ogugenda okutandika nogwo ogugenda mu maaso. Betway bakabaka ba Betting, bakugamba nti osobola okubererza ku mizannyo ebyenjawulo okuli emipiira egykuno nyegye Bulaaya, rugby, tennis, baseball, water sports oba emizannyo gyokumazzi nemiralala mingi. Ku Betway,…

Read More

Bus esse abantu babiri e kabaale.

Bya samuel ssebuliba. Abantu  babiri bebafiiride mu kabenje akagudde e Kabaale ,nga kino kidiridde  bus ya company ya MODERN COAST  number UAZ 654F okukoona bodaboda okubadde abantu bano nayo neyerindigula enumbe yekigwo. Ayogerera police yeeno Elli Matte atubuulide nti kano akabenja kagudde  ku kyalo Kyanamira  ku luguudo olugatta a kabale-Mbarara Abafudde kuliko Barugahare Wilbrode owe myaka…

Read More

Ttaata abadde asibira mutabaniwe munju nga tamuwa mere akwatiddwa.

Bya Magembe Ssabiiti. Police e Mubende ekutte ssemaka abadde asibye omwanawe ku njegere okumala sabiiti namba nga tamuwa mere wadde amazzi. Omusajja akwatidwa ye Mwesige Isa omutuuze ku kyalo Kirungi mu Mubende municipality. Ono abadde yasubira  mutabaaniwe Alamanzani Mwesige ow’emyaka omwenda  mu nnyumba. Twogedeko ne Ssemaka ono n’akkiriza nti kituufu yasiba mutabani we ku njegere , wabula nga kino…

Read More

Enkungana z’abawakanya ”okugikwatako” ziwereddwa.

Bya Tembo Kahungu.     Police eriko ekiwandiko ky’efulumiza, nga muno eweze enkungana z’abawakanya eky’okujja ekomo ku myaka gy’omukulembeze we gwanga zebabade bakuba nga beebuza ku bantu nga parliament bweyabalagira. Kino ekiwandiiko kifulumiziddwa aduumira ebikwekweto bya Police Asuman Mugyeni nga akikwanaganyiza n’ebyabadde e kasubi akawungez k’egulo, police bweyakozesezza tear gas okugobaganya ababaka bano nga boogerako eri abantu. Ayogerera police ya…

Read More

Polisi ekubye omukka ogubalagala mu bavuganya gavumenti e Kasubi

Bya Ivan Ssenabulya Poliisi ekubye amasasi mu bbanga nomukka ogubalagala mu lukungaana lwabavuganya gavumenti e Kasubi, nga nabamu balabiddwako nebisago. Olukungaana luno lubadde ku masiro mu Rubaga North, ewomubaka Moses Kasibante. Akulira oludda oluvuganya gavumenti mu Palamenti Winnie Kiiza, abadde akuilembeddemu abavuganya gavumenti okulabula abantu ku kabi akali mu nnongosererza zokujja ekkomo ku myaka gyomukulemeze we gwanga. Olukungaana mu…

Read More

90.4DembeFM LIVE
Live radio Omuziki Nebikuzimba Click to play