Amawulire

Munnamawulire akiguddeko

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Munnamawulire abadde mu kkooti essimu ye n’evuga atanziddwa emitwalo 10 Muzafaru Nsubuga kino ssinga kimulema wakwebaka e Luzira ssabbiiti bbiri Ono abadde agenze kusaka mawulire agakwata ku mumerika agambibwa okukubisa doola ez’ebikwangala Omulamuzi omukulu mu kkooti ya Buganda road Lilian Buchana y’awadde munnamawulire ono ekibonerezo […]

Pulezidenti Museveni tannakyuusa ku baminista

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Pulezidenti Museveni tannaba kukola nkyukyuka mu ba minisita be nga bwebibadde bitandise okuyitingana Omwogezi wa Gavumenti Ofwono Opondo y’ategeezezza bw’ati Opondo asabye abantu okwewala okugoberera ebyoogerwa ababitambuza ng’agamba nti bwewanabaawo ekintu kyonna bajja kutegeeza eggwanga. Ono era agamba nti abafulumizza olukalala luno abayise ba mbega […]

Abakyala batabuse ku butambi

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Abalwanirira eddembe ly’abakyala bavumiridde eky’okubunyisa obutambi ku mikutu gya yintaneti Akulira ekibiina kya FIDA Irene Ovongi Odida agamba nti ebikolwa nga bino bigendereddwaamu kuwewula bakyala n’okubasiiga enziro Ovongi agamba nti abantu abatambuza obutambi buno balina okukwatibwa ate era bavunaanibwe okusindika eky’okuyiga eria bakikola Ono asabye […]

Omusibe abadde atoloka attiddwa

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya Ghana, omuntu y’afudde n’abalala bana ne balumizibwa mu kavuyo akabaddewo ng’abasibe bagezaako okutoloka Abasibe bano babadde bakozesezza akakisa k’omuliro ogukutte mu kkomera Abakuumi beezoobye n’abasibe okukkakkana nga basseeko omu n’okulumya abalala bana Abasibe bano okudduka babadde bajjibwa mu kadukuulu akakutte omuliro nga […]

Eby’obutambi bitabuse- Eyabubunya akwatiddwa

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Poliisi ekutte omusajja agambibwa okutandika okubunya obutambi obuliko obuseegu nga buno bulaga munnamawulire Sanyu Mweruka nga yerigomba n’omusajja. Ongom Kizito bangi gwebamanyi nga Kasumaali kati akuumibwa ku poliisi ye Katwe. Omusasi waffe ali ku poliisi eno atutegezezza nga Kasumaali bwatuusiddwa ku poliisi ye Katwe emabega […]

Enguudo tezimala- Museveni

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni ajjukizza bannaUganda okukomya okuyimba ebintu ng’enguudo buli olukedde nebeerabira nti teri muntu n’omu luguudo gwelugasa kusitula nnyingiza ya mumakage. Museveni agambye ebitundu ebimu enguudo zizimbiddwa naye abantu bangi bakyeyaguza luggyo obwavu bukyabasibye empeta kwekusaba abantu ezo ennyimba bazifunire olukato baziwummule […]

Mwewala emmotoka z’obuwanana- URA

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo kirabudde bannayuganda okwewala okugula emmotoka eziriko enamba engwiira. Mu December w’omwaka oguwedde, ekitongole kino ne poliisi y’ensi yonna baabowa emmotoka nga zino 47 nga ziriko enanmba z’amawanga amalala nga ezisinga zaali nzibe. Okusinziira ku kamissiona avunanyizibwa ku byamaguzi ebiyingira eggwanga James Kisaale,agamba […]

Omuyizi awanuse ku loole n’afiirawo

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Waliwo omuyizi w’essomero ow’emyaka 16 e Lwemiyaga mu disitulikiti ya  Sembabule awanuse ku kabangali   n’agwa  wansi n’afa. Ivan Matovu abadde muyizi ku somero lya  Lwemiyaga Secondary School  abadde asoma siniya 2 afudde atuusibwa mu ddwaliro lye Ntusi. Akabenje kano kagudde kumpi n’ekanisa yomu kitundu kabangali […]

Lwaki mutunda byemusikidde- Ssabalabirizi

Ali Mivule

February 5th, 2015

No comments

Ssaabalabirizi w’ekkanisa ya Uganda Stanley Ntagali avumiridde abavubuka abasikira ebyobugagga okuva ku bakadde baabwe ate ekiseera bwekitambula olwo nebabikkakanako nebabitunda. Ssaabalabirizi Ntagali bino abyogeredde mu busaabadinkoni bw’e Kaggulwe e Butambala mu kulambula kwaliko okwa ssabiiti ennamba mu diocese eya central Buganda. Asabye abasumba b’ekkanisa okufaayo […]

SSabasajja asiimye okukyalako e Buluuli

Ali Mivule

February 4th, 2015

No comments

Ssabasajja kabaka asiimye okukyalako mu ssaza lye erye Buluuli nga 23 omwezi gw’okutaano Bino byogeddwa katikkiro wa Buganda owek Charles Peter Mayiga bw’abadde ayogerako eri nasisi w’omuntu akungaanye okusonda ettofaali Katikkiro agambye nti ssabasajja Kabaka ayagala nnyo abantu be ab’omu Buluuli era asiimya okubalabako. Okulangirira […]