Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Amawulire

Aba NRM bafulumiza entekateeka mu kulonda sipiika

Bya Moses Ndaye, Ekibiina ekiri mu buyinza ekya NRM kifulumiza ebinagobererwa mu kusunsula abo abegwanyiza Entebbe eyobwa sipiika bwa palamenti nomumyukawe. Ssentebe wa kakiiko ke byokulonda mu NRM Dr.Tanga Odoi agambye nti akakiiko ka CEC kakutuula mu ssabiiti eno okusunsula abegwanyiza ebifo ebyo. Abanaba bayiseemu amaanya gaabwe gakubwako akalulu akekyama ababaka ba NRM ngénnaku zómwezi 23rd May. Odoi ayongeddeko…

Read More

Abalwadde bakafuba e Mityana badduka mu malwaliro

Bya Barbara Nalweyiso, Abatwala eby'obulamu mu district ye mityana balina okutya olw'omuwendo gw'abantu abatawanyizibwa ekilwadde kya kafuba (TB) abaali banona eddaggala mudwaliiro ekkulu emityana okendeera okuva ekilwadde kya covid-19 lwekyabalukawo mugwanga nga kino kiyiinza okuvirako ekilwadde kino ate okw'eyongera. Okusinziira ku musawo avunanyizibwa kuby'obujanjabi bw'abaana n'abavubuka kudwaliiro ekkulu emityana Winnie Nakimbugwe agamba nti okuva Covid -19 lweyabalukawo…

Read More

Mao alambise Gavt empya byeba etandikirako okola

Bya Prossy Kisakye, Ekibiina kye byobufuzi ekya Democratic Party kiriko byekisonzeko eri gavumenti empya eya NRM ekulemberwa Yoweri Museveni eyakalayizibwa ku kisanja ekyomukaaga byeba ekola. Mu kwogerako ne bannamawulire ku kitebe kye kibiina mu Kampala, Senkagale wékibiina kino Norbert Mao, ayagala gavumenti okudamu okwetegereza ssemateeka weggwanga, okutekawo enkola mwenekendereza ku magoba ku nsimbi enewole, n’emisolo nga bino…

Read More

Ababaka 67 bebakalayira olwaleero

Bya Ivan Ssenabulya Abababaka abapya 67 bebakalayira, mu kitundu ekisoose mu budde obwokumakya. Olwaleero okulayiza ababaka abagenda okukiika mu palamenti empya ey’omulundi ogwe 11, kugenda mu maaso mu lunnaku olwokubiri. Abadde, omukubiriza wa palamenti, eye 10 Rebecca Kadaga, omubaka omukyala owa disitulikiti ye Kamuli yoomu ku bamaze okulayira. Kati ono amangu ddala, azeemu okulangirira nti agenda kuvuganya nate ku…

Read More

Owemyaka 17 gwebateberezza obubbi bamusse

Bya Juliet Nalwooga Poliisi mu disitulikiti ye Rukiga etandise okunonyereza ku butemu obukoleddwa ku mwana owemyaka 17, ngono abantu bamaukakanyeko nebamukuba nebamutta nga bamulumiriza okubba ssente akakadde 1 nemitwalo 40. Omugenzi ye Eric Kamukama, ngabadde mukozi wa lejjaleja ku kyalo Kamuha mu gombolola ye Kamwezi. Kigambibwa nti omugenzi yabbye ssente zino, okuva ku Patrick Bikanyire, ngoluvanyuma bamukwatidde mu…

Read More

Nambooze ayagala kya ssentebbe wakabondo ka Buganda

Bya Prosy Kisakye Omubaka wa munisipaali ye Mukono, Betty Nambooze Bakireke alangiridde nga bwagenda okuvuganya ku kifo kya ssentebbe wakabondo kababaka ba palamenti abava mu kitundu kya Buganda. Okwogera bino, yabadde yakalayira, nate okukiika mu palamenti eyomulundi ogwe 11. Nambooze, agambye nti ayagala akozese ekifo ekyo okulwanirirra ensonga za Buganda nokuyitimusa obwakabaka. Mu biralala byatunulidde mu kifo kisanja kino,…

Read More

Abagala obwa sipiika mu NRM balagiddwa bawandikire akakiiko k’ebyokulonda

Bya Musasi Waffe Olukiiko lw’ekibiina kya NRM olwa waggulu, lusabye abantu bonna abagala okuvuganya ku kifo kyomukubiriza wa palamenti nomumyuka we, okulaga obwagazi bwabwe mu buwandiike, eri akakiiko kekibiina akebyokulonda. Kino kyatukiddwako olukiiko luno, olwa Central Executive Committee bwerwabadde lutudde mu maka gobwa pulezidenti, Entebbe. Amawulire amekusifu, agavudde mu lukiikjo luno, kyakanyiizddwako nti bagulewo omukisa eri buli muntu…

Read More

Abasoma obusawo batadde wansi ebikola

Bya Ndaye Moses, Abayizi abasoma obusawo abasoba mu 1,400 batadde wansi ebikola nga Bagala gavumenti ebongeze kunsimbi okuva ku mbalirira eyobuwumbi bwensimbi 11.4 billion okudda ku buwumbi 35 mu mwaka gwe byensimbi ogujja. Akulira ekibiina omwegatira bano ki Federation for the Uganda medical interns, Dr.Mary Nabwire agambye nti basazeewo okuva ku mirimu yadde minisitule eye byobulamu yabasabye…

Read More

Ogwa NUP gwóngezeddwayo

Bya Ruth Anderah, Oludda oluwaabi mu musango gwa bawagizi bekibiina kya NUP 36 abali ku misango gyokusangibwa ne bissi lusabye luweebwe obudde lusobole okwetegereza okusaba okwokweyimirira kwebakoze okugya. Bano leero balabiseeko eri omulamuzi wa kkooti eye kinnamaggye e Makindye Lt General Andrew Gutti ne basaba buto bakkirizibwe okuwoza nga bava wa bweru wa kkomera. Ku bano kuliko Ali…

Read More

Abagezaako okwokya amasundiro ga mafuta baguddwako gya butujju

Bya Juliet Nalwooga, Poliisi esazeewo okuggula emisango gyóbutujju ku bantu 11 abakwatibwa ku bigambibwa nti bagezaako okwokya amasundiro ga mafuta mu bitundu bya kampala ne miriraano. Omwogezi wa Poliisi Fred Enanga, mu kwogerako ne bannamawulire mu Kampala, anyonyodde nti abakwate bagezako okusanyawo amasundiro ga mafuta mu bitundu okuli Jinja ngéno némotoka yeyaliko RDC wekitundu namba UG 3348C…

Read More