Empaka z’omutolontoko ezituumiddwa Ibanda Marathon zitongozeddwa omugagga Patrick Bitatule
Emisinde gino gyakubeera Ibanda nga 28 omwezi guno era nga gyakwetabwaamu kkampuni ezitali zimu
Ensimbi ezinaava mu misinde gino zakugenda eri okulwanyisa abamenyi b’amateeka
Omulamuzi wa kkooti enkulu Lydia Mugambe avudde mu musango ogwawaabwa aba Uganda superleague nga bawakanya ekya FUFA okusazaamu kontulakita yaabwe
Omulamuzi agambye nti alina kyekubiira mu nsonga zino nga tasobola kugusala
Mu ngeri yeemu era omulamuzi Mugambe ayongezezzaayo ekiragiro kyeyayisa ekiyimiriza FUFA okusazaamu kontulakita ya superleague okutuuka nga 3 omwezi ogujja.
Eggwanga lya Equatorial Guinea likubiddwa kayini ya mitwalo 10 egya doola olw’okulemererwa okufuga abantu baalyo mu mupiira gweryazannye ne Ghana olunaku lwajjo
Ab’ekibiina kya CAF bagamba nti omupiira guno nebweguba gwakuddibwaamu, abawagizi tebajja kukkirizibwa kubaawo.
Equatorial Guinea era eragiddwa okusasula obujjanjabi bw’abawagizi 36 abalumiziddwa mu kavuyo.
Bbo abalumiziddwa abalala 14 bali mu malwaliro ng’okunonyereza ku nsonga eno kukyagenda…
Abakulembera omuzannyo gwobugaali mugwanga amagezi gakyabesibye olwensimbi zebanoonya okutwala team yegwanga mumpaka za Africa Continental Championships ezigenda okubeera mu Kwazul Natal ,e South Africa bwezikyabuze.
Empaka zino zakutandika nga 9th okutuuka nga 14th omwezi guno.
Amyuuka omuwandiisi wekibiina ekikulembera omuzannyo guno Easter Cynthia Muwonge ategezezza nga bwebasuubira okutwala abavuzi mukaaga (6) wabula ssente za ticket zenyonyi tebanazifuna.
Empaka…
Akakiiko akatwala eby’emizannyo mu ggwanga kasattuludde ebibiina ebiddukanya emizannyo egitali gimu mu ggwanga.
Ebibiina bino birangibwa butagoberera mateeka agaleetebwa akakiiko k’emizannyo omwaka oguwedde.
Mu biwereddwa mwemuli aba FUFA ate ng’abawonye kuliko ekikola ku kuwuga n’ekikola ku mizannyo gy’ensamba ggere
Ebibiina bibiri byokka okuli eky’okuwuga n’ensambaggere byebikkiriziddwa okukola kubanga bbyo bigoberedde amateeka.
Ssabawandiisi w’akakiiko kano Jasper Aligaweesa agamba nti kino…
Kafulu w’eggwanga lya Portugal, Luis Figo yegasse ku lukalala lw’abo abagaala okukulembera ekibiina ky’omupiira mu nsi yonna ekya FIFA
Ono w’emyaka 42 nga yazanyirako mu Barcelona, , Real Madrid ne Inter Milan yegasse ku David Ginola eyesowolayo edda okuvuganya Sepp Blatter.
Abakaka kuliko Omulangira Ali okuva mu Jordan, omudaaki Michael van Praag ne Jerome Champagne.
Blatter abadde akulembera…
Emunyeenye ya Ivory Coast Yaya Tuore agamba nti nga bali n’omutendesi waabwe Herve Renard, bakuwangula omupiira gwaabwe ne Guinea akawungeezi ka leero.
Omupiira guno gutandika ku ssaawa emu mu ggwanga erya Equatorial Guinea.
Aba Ivorycoast nno bwebaba nga bakuwangula balina okunyweeza ekisenge kyaabwe okwewala okuteeba ennyo goolo nga bwekyaali mu z’okusunsulamu abeetabye mu kikopo ky’amawnaga ga Africa.
Omutendesi wa tiimu ya Bafana Bafana Ephraim Shakes Mashaba alangiridde basajja be 11 abagenda okusookawo mu kisaawe nga bubefuka ne Algeria
Omupiira guno gugenda kubeera mu kisaawe kya Stade de Mongomo era nga gutandika ku ssaawa nnya
Darren Keet ali mu goolo yadde nga mu z’omukwano ogwaali wakati wa Cameroun ne Mali
Ono yasemba okukwata lwebakwatagana ne Zambia…
Omutendesi wa Ghana Asamoah Gyan yandisubwa omupiira gwaabwe ogusoose olw’omusujja ogumuluma
Ekibiina kya Ghana eky’omupiira gw’ebigere kitegeezezza nti omukulu ono yatwalibwa mu ddwlairo ku lw’omukaaga kyokka n’asiibulwa ku ssande nga kati balinze kulaba oba anabeera n’amaanyi.
Yye omutendesi wa Ghana Alain Giresse kati alina okusalawo oba Sadio Mane asamba oluvanyuma lw’okufuna obuvune.
Ghana egenda kukwata Senegal ku ssaawa…
Tiimu kkumi na mukaaga olwaleero zitandika ensitaano y’okuwangula akakadde ka doola ka doola akamu n’ekitundu eri anawangula ekikopo ky’amawanga ga Africa
Abanakoma ku quarter final bakufuna doola emitwalo 60
Omupiira ogusookawo guli wakati w’abakyaaizza empaka zino aba Equatorial Guinea ne Congo ku ssaawa emu
Omulala gutandika ku bbiri ez’ekiro nga guli wakati wa Burkina Faso ne Gabon.