Skip to content Skip to sidebar Skip to footer

Ebyobusuubuzi

Aba Paakayaadi bakaaba

Abasuubuzi  bo mukatale ka  Paakayaadi wowulira bino  emitima gibewanise oluvanyuma lw'okuweebwa ekibaluwa eky'okubasengula nga 25 omwezi guno. Bano nga bakulembedwaamu Chairman wabwe Kassimu Ssebaduka bagamba baweredwa ekibaluwa aba Ham building okutandiika okwewandisa okufuna emidala wagulu wekizimbe kino. Bano baweze  okwanganga oyo yenna anepanka nti  abasengula nga si gavumenti. Tutuseeko kukizimbe kya Ham Building nga emidaala egiri eyo mu…

Read More

Enseneene zaaze

Bannakampala ennaku zino ekibali ku mumwa nseneene Zeyongedde obungi nga kati mu katale ke Nakasero ekikopo ekitali kikongole kigula wakati we 2000ne 2500  ate nga ekikongole kiri wakati wa 6000 na 8000. Ate yyo mu Owino ekikopo ekitali kikongole kya 1000 nga enkongole kiri wakati we 4000 ne 5000. Twogeddeko n’omu ku bazitunda nga mu wiiki eno agamba…

Read More

Abasuubuzi ba Kalungi beekalakaasizza

Abasuubuzi abakakkalabiza egyaabwe ku kizimbe kya Kalungi Plaza bavudde mu mbeera nebekalaakasa ng’obuzibu za bupangisa Kiddiridde nannyini kizimbe kino Moses Kalungi okwongeza ez’obupangisa era ng’amaduuka gonna ag’abatannasasula agakubyeeko bakanyama Kino kijje abasuubuzi mu mbeera nga beemulugunya ku kikoleddwa Kalungo. Bagamba nti tebawereddwa kadde kwetegeka nga babagudeko bugwi nga kati basobeddwa Wabula Kalungi tatawaanye kwezooba na bano, n’aggalawo ekizimbe ekirese…

Read More

Abatunda ettaka bagaala tteeka

Abakola omulimu gw’okugula  n’okutunda ettaka wamu n’amayumba basabye gavumenti okwanguya etteeka ku mulimu gwabwe eribadde mu palamenti kati emyaka 5 . Ssentebe w’abasuubuzi bano  Andrew Mukiibi agamba etteeka lino lyakubayamba okukwatagana ne gavumenti okusobozesa bamufuna mpola okwefunira amayumba mwebasula. Etteeka lino ligendereddwamu kulaba nga omulimu guno gukulakulana nga era minisita w’ebyettaka Daudi Migereko akkaanya nebano nti singa…

Read More

SAFI ezzeemu okukola

Ekitongole ekikola ku by’emutindo mu ggwanga kigguddewo kkampuni ya House of Eden ng’eno y’ekola eky’okunywa ekya SAFI KKampuni eno yali yayimirizibwa okukola SAFi wa straw berry olw’ensonga nti ekimu ku birungo ebyaali bikozesebwa byaali bikyaamu Akulira ekitongole kino Ben Manyindo agamba nti kampuni eno ekoze enkyukakyuka n’etandika okukozesa ebirungo ebituufu nga tewali nsonga lwaki esigala nzigale

Read More

Abasuubuzi mu Owino batabuse

Abamu ku basuubuzi mu katale ka St Balikudembe abawakanya obukulembeze bwa  SLOA bevumbye akafubo n’abakungu okuva mu KCCA okuteme empenda ezokumalawo okulwanagana okugenda mu maaso mu katale kano. Abasubuzi bano babadde bakulembeddwamu ssentebe wabwe Joseph Lwanga bategezeza KCCA ngabwebatulugunyizibwa ebitagambika ngabagyibwako empooza. Amyuka omwogezi wa KCCA Robert Kalumba akakasiza abasubuzi nga KCCA bweyawera empooza eno, kale ngatebasanidde…

Read More

Ab’owino balwana

Abasuubuzi mu katale ka St Balikuddembe basula emitima gibewanise  ngabalumiriza nti waliwo ababatiisatiisa okubatta Bano nga bakulembeddwaamu ssentebe w’abasuubuzi Joseph Lwanga bagamba nti bano baamaze dda okubalumbako nga bagaala kulumba ofiisi zaabwe Bino byonna bisibuka ku mpooza KCCA gyeyawera kyokka abakulembeze ba SLOA nebagiremezaawo Wabula yye omwogezi wa SLOA, Wilberforce Mubiri bino abiwakanyizza era nga aboogera bino abayise…

Read More

Katatumba anaasala ku z’obupangisa

Abasuubuzi abakkakalabiza egyaabwe ku kizimbe kya Shumuk ekyaali kimanyiddwa nga Katatumba bazina gunteese Kiddiridde nanyini kizimbe kino Bonny Katatumba okulangirira nga bw’agenda okubasalira ku z’obupangisa Kkooti etawuuluza enkayaana z’obusuubuzi olunaku lwajjo yalagidde nti Katatumba addeyo mu kizimbe kye kubanga Shumuk Mukesh yali yakitwala mu bukyaamu. Katatumba agamba nti amaze okukwatagana ne balooya be okulaba nti akendeeza ku basuubuzi…

Read More

Kkampuni ya SAFI yakuggalwa

Ekitongole ky’ebyomutindo gw’ebyamaguzi mu ggwanga kitiisizza okuggalira ddala ekkolero lya  House of Eden Beverage nga bano bebakola ekyokunywa kya Safi eryagalwa aba KCCA. Bano baggalwa lwabigambibwa nti bakozesa ebirungo ebyayitako mu kukola eby’okunywa okuli Safi n’amazzi ga Azur.   Kati akulira ekitongole kino  Ben Manyindo ategezezza nti okujjako nga baggye ku katale ebyokunywa byabwe ebirimu ekirungo kya Carmosine…

Read More