Amawulire

Amataba mu Sudan

Ali Mivule

September 4th, 2013

No comments

Amataba gafuuse amataba e Nimule ku nsalo ya Uganda ne south Sudan Abasuubuzi abatunda ebintu ebivund ang’emmere beebasinze okukosebwa nga tebasobola kusala yadde okusomoka Enguudo ezisinga zzo tezikyayitikamu. Ssentebe w’abakolera e Sudan Rashid Manafwa agamba nti basobeddwa nga tebasobola kudda waka nate nga tebasobol akweyongerayo. […]

Amasimu gakyaali ku mpewo

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

Akakiiko akakola ku byempuliziganya kanyonyodde lwaki amasimu gatannaba kuwandiisbwa gakyaali ku mpewo Omwogezi w’akakiiko, Fred Otunnu agamba nti bakyetegereza namba zewandiisa basooke batandike okugajja ku mpewo Otunnu wbaula agamba nti kino nga kiwedde begnda kujjako amasimu ano ku mpewo Wabula bbo ekiirwanirira edembe lya bannamawulire […]

KCCA etabukidde abatembeeyi

Ali Mivule

September 2nd, 2013

No comments

Kampala capital city authority eyongedde okutabukira abatembeeyi Omuvubuka eyawatibwa ng’atembeeya engoye enkadde zonna zisanyiziddwaawo Joel Kisekka ow’emyaka 20 yagyibwa mu bitundu bye Nakivubo ng’engoye zino gy’azitundira Alagiddwa era okusasula emiitwaalo 20 oba yeebake e Luzira omwezi. Mu ngeri yeemu, abatunzi ba orbit bana batanziddwa emitwaalo […]

Baasi ssizakuggya

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

  KKampuni ekola ku byentambula eya awakula enume, etegeezeza nga bw’etagenda kuleeta baasi ndala nga bweyali esuubiza mu mwezi guno. Kino kivudde ku ntalo mu mawanga agali mu kyondo kya buwarabu Amyuka omwogezi wa kkampuni eno,Tebaijuka agamba nti baalina enteekateeka z’okuleeta bus endala buli mwezi […]

Ebbeeyi y’emmere erinnye

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

Ebbeeyi y’emmere ezzeemu okulinnya Ebbeeyi yy’ebintu elinnye okuva ku bitundu 3 ku kikumi okudda ku bitundu 5 Kino kigambibwa okuba nga kivudde ku musana. Omukugu ku kitongole ekikola ku miwendo gy’ebintu, Vincent Nsubuga gaamba nti enkuba ebadde yabbula ng’ate awamu yaleeta buleesi bizibu mu kifo […]

Mu paakayaadi beekalakaasizza

Ali Mivule

August 30th, 2013

No comments

Poliisi eyitiddwa bukubirire okukkakkanya abasuubuzi ababadde beekalakaasa. Obuzibu buvudde ku kwongeza ssente zebawa buli mwezi okuva ku mutwalo gumu kitundu okudda ku mitwalo ebiri kitundu Abasuubuzi bano babadde batandise okwegugunga nga bagamba nti sente zino nyingi. Aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano, Andrew Felix Kaweesi mu […]

Umeme eyongedde Yaka

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Ab’ekitongole kya Umeme bagenda kwongera okutuusa bu meter bwa yaka eri ebitundu ebitali bimu Bu meter buno bwatandikira Mutungo nga bugezesebwa kyokka kati Umeme egamba nti ebintu byatambula bulungi keekadde okubissa mu nkola. Ba customer abasoba mu mitwalo ena n’ekitundu beebagenda okutandika okukozesa meter zino. […]

Mpererwe bakaaba

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Abakulembeze mu kitundu kye mpererwe beekubidde enduulu eri spiika Kadaga olw’obutale bwaabwe obusendebwa buli lukya Bano bakulembeddwamu Kezekiah Damba ne Isak Ssemaka nga bagamba nti obutale bwaabwe mu kitundu kye Kikaaya ne Mpererwe bwasendebwa KCCA nga tebebuuzizza nako Bagaala KCCa ebasasule olw’okufiirizibwa ensimbi Babadde basisisnkanyeemu […]

Ensawo zigabiddwa

Ali Mivule

August 28th, 2013

No comments

Kooti olunaku lwaleero egabye ensawo egyazibwa ku mutembeeyi eyali azitundira ku nguudo mu kibuga Ensawo zino ezisoba mu 30 ziwereddwa abasibe be Luzira. Omusuubuzi amanyiddwa nga Christopher Agaba yeeyakwatibwa ng’atunda ensawo zino Agaba alabiseeko mu kooti ya city hall ng’etwalibwa omulamuzi Juliet hatanga Yye omusuubuzi […]

KKampuni zikola bicupuli

Ali Mivule

August 27th, 2013

No comments

Ministry ekola ku  by’okuzimba ategeezezza nga kkmapuni ezisinga ezikoa enguudo bwezikola gadibe ngalye . Minisita akola ku by’enguudo n’emirimu Abraham Byandala ,agamba nti kino kyandiba nga kiva ku budde obuwanvu obutwalibwa omuntu okupatana okukola enguudo olwo kkampuni nezikozesa akakisa kano Byandala agamba nti enteekateeka eno […]