Banka ya Centenary evuddeyo n’ewakanya ebigambibw anti bagaba bubi ensimbi ezaali ez’okukulakuanya abavubuka mu kampala.
Banka eno yaweebwa obuwumbi 3 n’obukadde 350 okugabira abavubuka kyokka nga bangi basigala mabbali olw’ebyo ebyalai bilina okukolebwa okufuna ku ssnete zino.
Akulira ekiwayie kikola ku kutandikawo bizness, Beatrice Lugalamboagamba nti waliwoa makubo amalambulukufua gassibwaawo eria bantua bagaala ssente nga gano gavumenti…
Abatannawandiisa masimu gaabwe obudde bubawuubidde akatambaala
Akakiiko akakola ku by’empuliganya kagamba nti ku luno tekagenda kuttira Muntu ku liiso ssinga ennaku z’omwezi 31 omwezi guno ziggwaako
Minister w’ebyobukuumi Muruuli Mukasa agamba nti abantua baweza ebitundu 8 ku kikumi beebagenda okugyibwaako wiiki eno
Nga KCCA eyongera okutabukira abatembeeyi nabo bagiddizza nga bagamba nti tebawadde butale mwakukolera
Wansi w’ekibiina ekibagatta, abatembeeyi bano bagamba nti KCCa yabategeeza nga bweyabafunira emidaala mu katale ka USAFI kyokka nga ssikituufu
Bano abgamba nti emidala agino gyabeeyi abamu nga tebalina na kapito aweza nsimbi zoogerwaako
Abakulira Hassan Magala agamba nti kati bagenda kwekunga bawambe emidaala mu katale…
Kampala capital city authority efulumizza enteekateeka namutayiika mw’egenda okuyita okuwandiisa piki piki mu kampala.
Piki ezigenda okuwandiisibwa zeezikola bodaboda n’ezo ez’obw annayini
Omulimu gwakutandika nga 19 okutuuka nga 22 ate nga bbo abalian ezitakola boda bawkongerwa wiiki okuziwandiisa
Akulira abakozi mu kampala, Jennifer Musisi agamba nti abagoba ba bodabobda bonna bagenda kuweebwa enamba ezigenda okuwandiikibwa ku bikabuuti byaabwe…
Abakulembeze mu katale ka St Balikuddembe abanagaana okusasula empoozi banawoleza walala
Omwogezi w’obukulembeze bw’akatale Wilberforce Mubiru agamba nti bagenda kufuna kkampuni egenda okutandika okusolooza empooza ng’atasasule babajja okumukolako
Kino kiddiridde ebippappula bi kiro kitwaala omunaku okusuulibwa mu katale konna nga bikunga abasuubuzi obutasasula mpooza
Ekitongole ekikola ku miwendo gy’ebintu kigamba nti kyetaaga newabaawo okwongeza omusaala gw’abakozi bonna olw’ebbeeyi y’ebintu erinnya buli lukya
Ekitongole kino kigamba nti ebbeeyi y’ebintu buli lukya erinnya ate ng’abantu bafuna musaala gwegumu
Ng’afulumya alipoota eraga ebintu bwebizze bitambula okuva mu gw’okuna okutuuka mu gw’omukaaga, omukungu mu kitongole kino William Aguyo agambye nti ebbeeyi esinze okulinnya yeeyebizimbisibwa
Aba kampala capital city authority bayisizza amateeka amapya eri kkampuni z’amasimu
Kkampuni zino ssizakuddamu kusima makubo kuyisaamu wire okujjako nga bakkirizza okuddabiriza amakubo gebasima
Kino bwekigenda okubeera ne ku miroongooti.
Ebiragiro bino bissiddwaako omukono gw aminister wa kampala. Frank Tumwebaze
KKampuni zino kati okusimba emirontii zakusooka nga kufuna lukusa okuva eri KCCA
Eky’emirongooti kkyo kiliko ne zigenerator eziwogganira abantu ababeera…

Emirimu olwaleero gizzeemu okusanyalala ku kizimbe kya Superior Complex kumpi ne Arua Arua Park wano mu kampala, nga kino kidiride ekizimbe kino okuddamu okugwaamu.
Ekizimbe kino okukolera abantu abanjawulo,kyagaddwa olunaku lw’egulo oluvanyuma lwekimu ku kitundu kyakyo okugwamu abasubuzi nebasasana.
Agavaayo gooleka nti police ekyeblungulude ekifo kyona okutangira abantu okuda mu kitundu kino
Ekitongole kya KCCA kifiirwa obuwumbi 3 buli mwezi okuva lwekyaggala ofiisi z’ekitongole ekikola ku by’ettaka
Bino byogeddwa akulira ekitongole kino Yusu Nsibambi bw’abadde alabiseeko mu kakiiko akabuuliriza ku kiwandiiko ekya ba kansala abagaala loodimeeya egyibweemu obwesige
Nsibambi agambye nti akulira abakozi mu kampala Jennfier Musisi yayita dda w’alina okukoma ekikosezza emilimu gyaabwe
Nsibambi agamba nti bamunyigirizza nnnyo ng’atuuse…
Wabaddewo katemba atali musasulire ku container village mu kampala, abasuubuzi bwebatabukidde munaabwe gwebagamba nti aludde n’abasoloozaamu ensimbi
Kaddu mwesigwa y’abadde akulira abasuubuzi kyokka ng’olwaleero poliisi bwekyaddeko mu kitundu kino yekukumye oluvanyuma lw’okuzuula nti bamugudde
Abasuubuzi balinnye mu Kyoto nebamulangira abakulembeze baabwe obubbi
Ettaka eryogerwaako ekizimbe ekiriko kya mugagga John Ssebalamu naye abaddewo mu Lukiiko olwetabiddwaamu aduumira poliisi mu…